LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 147
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okutendereza ebikolwa bya Katonda eby’amanyi era ebyoleka okwagala

        • “Awonya abamenyese omutima” (3)

        • Emmunyeenye zonna aziyita amannya gaazo (4)

        • “Aweereza omuzira ne guba ng’ebyoya by’endiga” (16)

Zabbuli 147:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Zb 135:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 17

Zabbuli 147:2

Marginal References

  • +Zb 102:16
  • +Ma 30:1-3; Ezk 36:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 17-18

Zabbuli 147:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 18

Zabbuli 147:4

Marginal References

  • +Is 40:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 18

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 50-51

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 25

Zabbuli 147:5

Footnotes

  • *

    Oba, “Okutegeera kwe. ”

Marginal References

  • +Nak 1:3
  • +Is 40:28; Bar 11:33

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 18-19

Zabbuli 147:6

Marginal References

  • +Zb 37:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 19-20

Zabbuli 147:8

Marginal References

  • +1Sk 18:45; Yer 14:22; Mat 5:45
  • +Yob 38:25-27; Is 30:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 19

Zabbuli 147:9

Marginal References

  • +Zb 136:25
  • +Yob 38:41; Luk 12:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 19

Zabbuli 147:10

Marginal References

  • +Is 31:1; Kos 1:7
  • +1Sa 16:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 20

Zabbuli 147:11

Marginal References

  • +Mal 3:16
  • +Zb 33:18

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 8

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 20

Zabbuli 147:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 20

Zabbuli 147:14

Footnotes

  • *

    Obut., “amasavu g’eŋŋaano.”

Marginal References

  • +Lev 26:6; Is 60:17
  • +Ma 8:7, 8; Zb 132:14, 15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 20

Zabbuli 147:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 20-21

Zabbuli 147:16

Marginal References

  • +Yob 37:6
  • +Yob 38:29

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 20

Zabbuli 147:17

Marginal References

  • +Yos 10:11
  • +Yob 37:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 20

Zabbuli 147:18

Marginal References

  • +Zb 148:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 20

Zabbuli 147:19

Marginal References

  • +Ma 4:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 21

Zabbuli 147:20

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Kuv 19:5; 31:16, 17; Ma 4:8; 1By 17:21; Bar 3:1, 2
  • +Kub 19:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 21

General

Zab. 147:1Zb 135:3
Zab. 147:2Zb 102:16
Zab. 147:2Ma 30:1-3; Ezk 36:24
Zab. 147:4Is 40:26
Zab. 147:5Nak 1:3
Zab. 147:5Is 40:28; Bar 11:33
Zab. 147:6Zb 37:11
Zab. 147:81Sk 18:45; Yer 14:22; Mat 5:45
Zab. 147:8Yob 38:25-27; Is 30:23
Zab. 147:9Zb 136:25
Zab. 147:9Yob 38:41; Luk 12:24
Zab. 147:10Is 31:1; Kos 1:7
Zab. 147:101Sa 16:7
Zab. 147:11Mal 3:16
Zab. 147:11Zb 33:18
Zab. 147:14Lev 26:6; Is 60:17
Zab. 147:14Ma 8:7, 8; Zb 132:14, 15
Zab. 147:16Yob 37:6
Zab. 147:16Yob 38:29
Zab. 147:17Yos 10:11
Zab. 147:17Yob 37:10
Zab. 147:18Zb 148:8
Zab. 147:19Ma 4:5
Zab. 147:20Kuv 19:5; 31:16, 17; Ma 4:8; 1By 17:21; Bar 3:1, 2
Zab. 147:20Kub 19:6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 147:1-20

Zabbuli

147 Mutendereze Ya!*

Kirungi okuyimba ennyimba ezitendereza Katonda waffe;

Kisanyusa nnyo era kisaana okumutendereza!+

 2 Yakuwa azimba Yerusaalemi;+

Akuŋŋaanya wamu abantu ba Isirayiri abaasaasaana.+

 3 Awonya abamenyese omutima;

Asiba ebiwundu byabwe.

 4 Abala emmunyeenye;

Zonna aziyita amannya gaazo.+

 5 Mukama waffe mukulu era alina amaanyi mangi nnyo;+

Amagezi ge* tegaliiko kkomo.+

 6 Yakuwa ayimusa abawombeefu,+

Naye ababi abasuula ku ttaka.

 7 Muyimbire Yakuwa ennyimba ez’okwebaza;

Muyimbire Katonda waffe ennyimba ezimutendereza nga musunirako entongooli;

 8 Muyimbire Oyo abikka eggulu ebire,

Awa ensi enkuba,+

Ameza omuddo+ ku nsozi.

 9 Awa ensolo emmere,+

Ne bannamuŋŋoona abato abagikaabira.+

10 Amaanyi g’embalaasi tegamuwuniikiriza,+

N’amagulu g’omuntu ag’amaanyi tegamwewuunyisa.+

11 Yakuwa asanyukira abo abamutya,+

Asanyukira abo abalindirira okwagala kwe okutajjulukuka.+

12 Gulumiza Yakuwa ggwe Yerusaalemi.

Tendereza Katonda wo ggwe Sayuuni.

13 Anyweza ebisiba by’enzigi z’ekibuga kyo;

Awa abaana bo omukisa.

14 Aleeta emirembe mu kitundu kyo;+

Akukkusa eŋŋaano esingayo obulungi.*+

15 Aweereza ekiragiro kye ku nsi;

Ekigambo kye kidduka mbiro.

16 Aweereza omuzira ne guba ng’ebyoya by’endiga;+

Asaasaanya omuzira ne guba ng’evvu.+

17 Asuula amayinja g’omuzira ng’obukunkumuka bw’omugaati.+

Ani ayinza okugumira obunnyogovu bwe?+

18 Atuma ekigambo kye ne bisaanuuka.

Akunsa embuyaga ye,+ amazzi ne gakulukuta.

19 Alangirira ekigambo kye eri Yakobo,

Alangirira amateeka ge n’ennamula ye eri Isirayiri.+

20 Tewali ggwanga ddala ly’akoledde ekyo;+

Tebalina kye bamanyi ku nnamula ye.

Mutendereze Ya!*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share