LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 111
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Mutendereze Yakuwa olw’ebikolwa bye eby’ekitalo

        • Erinnya lya Katonda ttukuvu era lya ntiisa (9)

        • Okutya Yakuwa ge magezi (10)

Zabbuli 111:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Zb 68:4; 113:1; Kub 19:1
  • +Zb 9:1

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 20

Zabbuli 111:2

Marginal References

  • +Zb 98:1; 139:14; Kub 15:3
  • +Zb 77:12; 143:5

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 20-21

Zabbuli 111:3

Marginal References

  • +Zb 103:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 21-22

Zabbuli 111:4

Marginal References

  • +Ma 31:19; Yos 4:5-7
  • +Kuv 34:6; Yak 5:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 21-22

Zabbuli 111:5

Marginal References

  • +Zb 37:25; Mat 6:33
  • +Zb 89:34; 105:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 22

Zabbuli 111:6

Marginal References

  • +Zb 44:2; 105:44

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 22-23

Zabbuli 111:7

Marginal References

  • +Ma 32:4
  • +Zb 19:8; Is 55:10, 11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 23

Zabbuli 111:8

Marginal References

  • +Zb 19:9

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 23

Zabbuli 111:9

Marginal References

  • +Kuv 15:13; Luk 1:68; Kub 7:10
  • +Zb 89:7; Is 6:2, 3; Luk 1:49; Kub 4:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 23-24

Zabbuli 111:10

Footnotes

  • *

    Obut., “ababikwata.”

Marginal References

  • +Yob 28:28; Nge 1:7; Mub 12:13
  • +Ma 4:6; Yos 1:7, 8; 1Sk 2:3; Zb 119:100; 2Ti 3:14, 15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 24

General

Zab. 111:1Zb 68:4; 113:1; Kub 19:1
Zab. 111:1Zb 9:1
Zab. 111:2Zb 98:1; 139:14; Kub 15:3
Zab. 111:2Zb 77:12; 143:5
Zab. 111:3Zb 103:17
Zab. 111:4Ma 31:19; Yos 4:5-7
Zab. 111:4Kuv 34:6; Yak 5:11
Zab. 111:5Zb 37:25; Mat 6:33
Zab. 111:5Zb 89:34; 105:8
Zab. 111:6Zb 44:2; 105:44
Zab. 111:7Ma 32:4
Zab. 111:7Zb 19:8; Is 55:10, 11
Zab. 111:8Zb 19:9
Zab. 111:9Kuv 15:13; Luk 1:68; Kub 7:10
Zab. 111:9Zb 89:7; Is 6:2, 3; Luk 1:49; Kub 4:8
Zab. 111:10Yob 28:28; Nge 1:7; Mub 12:13
Zab. 111:10Ma 4:6; Yos 1:7, 8; 1Sk 2:3; Zb 119:100; 2Ti 3:14, 15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 111:1-10

Zabbuli

111 Mutendereze Ya!*+

א [Alefu]

Nja kutendereza Yakuwa n’omutima gwange gwonna+

ב [Besu]

Nga ndi mu kibinja ky’abagolokofu abakuŋŋaanye, era nga ndi ne mu kibiina.

ג [Gimeri]

 2 Ebikolwa bya Yakuwa bya kitalo;+

ד [Dalesi]

Byekenneenyezebwa abo bonna be bisanyusa.+

ה [Ke]

 3 By’akola bya kitiibwa era birungi nnyo;

ו [Wawu]

Obutuukirivu bwe bwa mirembe na mirembe.+

ז [Zayini]

 4 Aleetera ebikolwa bye eby’ekitalo okujjukirwa.+

ח [Kesu]

Yakuwa wa kisa era musaasizi.+

ט [Tesu]

 5 Abo abamutya abawa emmere.+

י [Yodi]

Ajjukira endagaano ye emirembe n’emirembe.+

כ [Kafu]

 6 Abantu be abalaze ebikolwa bye eby’amaanyi

ל [Lamedi]

Ng’abawa obusika bw’amawanga.+

מ [Memu]

 7 Emirimu gy’emikono gye mazima na bwenkanya;+

נ [Nuni]

Ebiragiro bye byonna byesigika.+

ס [Sameki]

 8 Byesigika buli kiseera; byesigika kaakano era n’emirembe n’emirembe,

ע [Ayini]

Byakolebwa mu mazima n’obutuukirivu.+

פ [Pe]

 9 Anunudde abantu be.+

צ [Sade]

Yalagira nti endagaano ye ebeewo emirembe n’emirembe.

ק [Kofu]

Erinnya lye ttukuvu era lya ntiisa.+

ר [Lesu]

10 Okutya Yakuwa ye ntandikwa y’amagezi.+

ש [Sini]

Abo bonna abakwata ebiragiro bye* booleka okutegeera.+

ת [Tawu]

Ettendo lye lya mirembe na mirembe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share