LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Kaabakuuku 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Nnabbi asaba Yakuwa abeeko ky’akolawo (1-19)

        • Katonda ajja kulokola abantu be abaafukibwako amafuta (13)

        • Okusanyukira mu Yakuwa ne bwe tuba mu mbeera enzibu (17, 18)

Kaabakuuku 3:1

Footnotes

  • *

    Oba, “mu nnyimba ez’okukungubaga.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 25

Kaabakuuku 3:2

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “mu kiseera kyaffe.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “mu kiseera kyaffe.”

Marginal References

  • +Kuk 3:32

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 25-26

Kaabakuuku 3:3

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Ma 33:2; Bal 5:4; Zb 68:7, 8
  • +Kuv 19:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 26

Kaabakuuku 3:4

Marginal References

  • +Kuv 13:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 26

Kaabakuuku 3:5

Marginal References

  • +Kbl 14:11, 12; 16:46; 25:1, 9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 26

Kaabakuuku 3:6

Marginal References

  • +Is 13:13; Kag 2:21
  • +Kuv 14:25; 23:27
  • +Zb 114:1, 4; Nak 1:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 10

    2/1/2000, lup. 26-27

Kaabakuuku 3:7

Marginal References

  • +Kuv 15:14, 15; Kbl 22:3, 4

Kaabakuuku 3:8

Footnotes

  • *

    Oba, “bwe bwali obulokozi.”

Marginal References

  • +Zb 114:1, 3; Is 50:2; Nak 1:4
  • +Ma 33:26
  • +Zb 68:17

Kaabakuuku 3:9

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Obusaale.”

Kaabakuuku 3:10

Marginal References

  • +Kuv 19:18; Zb 114:1, 4
  • +Zb 77:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 27

Kaabakuuku 3:11

Marginal References

  • +Yos 10:12
  • +Zb 77:17, 18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 27

Kaabakuuku 3:12

Footnotes

  • *

    Obut., “Wawuula.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 28

Kaabakuuku 3:13

Footnotes

  • *

    Obut., “omutwe.”

  • *

    Obut., “mu bulago.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 10

    2/1/2000, lup. 28

Kaabakuuku 3:14

Footnotes

  • *

    Obut., “emiggo gye.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 28

Kaabakuuku 3:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 28

Kaabakuuku 3:16

Footnotes

  • *

    Oba, “ne nkankana munda yange.”

Marginal References

  • +Zb 119:120; Yer 23:9; Dan 8:27
  • +Zb 42:5; Is 26:20; Kuk 3:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 17

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2000, lup. 28-29

Kaabakuuku 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 10

    2/1/2000, lup. 29

Kaabakuuku 3:18

Marginal References

  • +Kuv 15:2; 1Sa 2:1; Zb 18:2; 27:1; Is 61:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 17

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 10

    2/1/2000, lup. 29

Kaabakuuku 3:19

Marginal References

  • +Is 12:2; Baf 4:13
  • +2Sa 22:34

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 10

    2/1/2000, lup. 29

General

Kaab. 3:2Kuk 3:32
Kaab. 3:3Ma 33:2; Bal 5:4; Zb 68:7, 8
Kaab. 3:3Kuv 19:16
Kaab. 3:4Kuv 13:21
Kaab. 3:5Kbl 14:11, 12; 16:46; 25:1, 9
Kaab. 3:6Is 13:13; Kag 2:21
Kaab. 3:6Kuv 14:25; 23:27
Kaab. 3:6Zb 114:1, 4; Nak 1:5
Kaab. 3:7Kuv 15:14, 15; Kbl 22:3, 4
Kaab. 3:8Zb 114:1, 3; Is 50:2; Nak 1:4
Kaab. 3:8Ma 33:26
Kaab. 3:8Zb 68:17
Kaab. 3:10Kuv 19:18; Zb 114:1, 4
Kaab. 3:10Zb 77:16
Kaab. 3:11Yos 10:12
Kaab. 3:11Zb 77:17, 18
Kaab. 3:16Zb 119:120; Yer 23:9; Dan 8:27
Kaab. 3:16Zb 42:5; Is 26:20; Kuk 3:26
Kaab. 3:18Kuv 15:2; 1Sa 2:1; Zb 18:2; 27:1; Is 61:10
Kaab. 3:19Is 12:2; Baf 4:13
Kaab. 3:192Sa 22:34
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Kaabakuuku 3:1-19

Kaabakuuku

3 Okusaba kwa nnabbi Kaabakuuku, mu bigambo eby’okukungubaga:*

 2 Ai Yakuwa, mpulidde ebikukwatako.

Ai Yakuwa, ntidde olw’ebikolwa byo.

Ddamu obikole wakati mu myaka!*

Bimanyise wakati mu myaka.*

Jjukira okusaasira mu kiseera ekya kazigizigi.+

 3 Katonda yajja ng’ava mu Temani,

Omutukuvu yava ku Lusozi Palani.+ (Seera)*

Ekitiibwa kye kyabikka eggulu;+

Ensi yajjula ettendo lye.

 4 Yali ayaka nnyo ng’omusana.+

Ebimyanso bibiri byava mu mukono gwe,

Amaanyi ge mwe gaali gakwekeddwa.

 5 Obulwadde obw’amaanyi bwamukulemberamu,+

Omusujja ne gumuvaako emabega.

 6 Yayimirira n’akankanya ensi.+

Yatunuulira amawanga n’agaleetera okukankana.+

Ensozi ez’olubeerera zaabetentebwa,

Obusozi obw’edda bwavunnama.+

Amakubo ag’edda gage.

 7 Nnalaba omutawaana mu weema za Kusani.

Engoye za weema z’ensi ya Midiyaani zaakankana.+

 8 Ai Yakuwa, emigga gy’osunguwalidde,

Obusungu bwo bubuubuukira migga?

Oba ennyanja gy’olinako ekiruyi?+

Weebagala embalaasi zo;+

Amagaali go gaawangula.*+

 9 Omutego gwo ogw’obusaale gubikkuddwa era guteekeddwateekeddwa.

Emiggo* giweereddwa emirimu gyagyo okusinziira ku kirayiro. (Seera)

Ensi wagyasaamu ng’okozesa emigga.

10 Ensozi zaakulaba ne zeenyoola olw’obulumi obw’amaanyi.+

Enkuba ey’amaanyi yabuna wonna.

Obuziba bwawuluguma.+

Bwayimusa emikono gyabwo waggulu.

11 Enjuba n’omwezi byayimirira mu bifo byabyo waggulu.+

Obusaale bwo obutemegana bwafubutukayo.+

Effumu lyo lyali litemagana ng’ekimyanso.

12 Watambula n’oyita mu nsi ng’osunguwadde.

Walinnyirira* amawanga mu busungu.

13 Wagenda okulokola abantu bo, okulokola owuwo eyafukibwako amafuta.

Wabetenta omukulembeze* w’ennyumba y’omubi.

Ennyumba yamenyebwamenyebwa okuva ku musingi okutuuka ku kasolya.* (Seera)

14 Wakozesa eby’okulwanyisa bye* n’ofumita omutwe gw’abalwanyi be,

Bwe baafubutuka okujja okunsaasaanya.

Baasanyuka nnyo okusaanyaawo omunaku mu kyama.

15 Wayita mu nnyanja n’ogirinnyirira n’embalaasi zo,

Wayita mu mazzi amangi agabimba.

16 Nnawulira, olubuto lwange ne lukankana;*

Emimwa gyange gyakankana olw’amawulire.

Okuvunda kwayingira mu magumba gange;+

Amagulu gange gaakankana.

Naye nnindirira n’obukkakkamu olunaku olw’obuyinike,+

Kubanga lujjira abo abatulumba.

17 Omutiini ne bwe gutaamulise,

Era n’emizabbibu ne gitabala;

Emizeyituuni ne bwe gitasseeko bibala,

N’ennimiro ne zitabaamu mmere;

Ebisibo ne bwe bitaabeemu bisolo,

Era n’ebiraalo ne bitabaamu nte;

18 Nze nja kusanyukira mu Yakuwa;

Nja kujaguliza mu Katonda ow’obulokozi bwange.+

19 Yakuwa Mukama Afuga Byonna ge maanyi gange;+

Ebigere byange ajja kubifuula ng’eby’empeewo,

Antambulize ku bifo ebigulumivu.+

Eri akubiriza eby’okuyimba; n’ebivuga byange eby’enkoba.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share