LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Peetero 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abasekerezi tebakkiriza nti wajja kubaawo okuzikirizibwa (1-7)

      • Yakuwa talwisa kye yasuubiza (8-10)

      • Mulowooze ku ekyo kye musaanidde okubeera (11-16)

        • Eggulu eriggya n’ensi empya (13)

      • Mwekuume muleme kutwalirizibwa (17, 18)

2 Peetero 3:1

Marginal References

  • +Bar 15:15; 2Pe 1:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2003, lup. 20

2 Peetero 3:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2003, lup. 20

2 Peetero 3:3

Marginal References

  • +Yud 17, 18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2010, lup. 6

    1/1/2007, lup. 9-10

    9/1/2005, lup. 10

    3/1/1997, lup. 28-29

2 Peetero 3:4

Footnotes

  • *

    Obut., “beebaka mu kufa.”

Marginal References

  • +Yer 17:15; Mat 24:48; Luk 12:45
  • +Ezk 12:22, 27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2013, lup. 7-8

    1/1/2007, lup. 9-10

    3/1/1997, lup. 28-29

    12/1/1994, lup. 21

2 Peetero 3:5

Marginal References

  • +Lub 1:6, 9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2013, lup. 5

    1/1/2007, lup. 9-10

2 Peetero 3:6

Marginal References

  • +Lub 7:11, 23; Mat 24:38, 39

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2015, lup. 5

    1/1/2013, lup. 5

2 Peetero 3:7

Marginal References

  • +Ma 7:10; 2Se 1:7-9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2017 lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2015, lup. 5

    1/1/2013, lup. 5

    5/1/2000, lup. 11, 15

2 Peetero 3:8

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Zb 90:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2006, lup. 13-14

    1/1/2003, lup. 21

2 Peetero 3:9

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Kab 2:3
  • +Bar 2:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2021, lup. 31

    7/2021, lup. 13

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2006, lup. 13-14

    1/1/2003, lup. 21

    9/1/2001, lup. 20-21

2 Peetero 3:10

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Yow. 2:31; Zef 1:14
  • +1Se 5:2
  • +Kub 21:1
  • +Zb 37:10; Is 13:9; Zef 1:18; Kub 6:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2010, lup. 3-5

    9/1/2003, lup. 6-9

    1/1/2003, lup. 21

    11/1/1995, lup. 24

    1/1/1993, lup. 10

2 Peetero 3:11

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    10/2019, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2016, lup. 10

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2013, lup. 23

    7/15/2010, lup. 7-8

    3/15/2009, lup. 19

    11/15/2008, lup. 22

    1/1/2007, lup. 12

    2/1/2004, lup. 32

    8/1/2003, lup. 10-13

    3/1/1997, lup. 23

2 Peetero 3:12

Footnotes

  • *

    Obut., “okubeerawo.”

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Zef 1:14
  • +Is 34:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2007, lup. 12

    8/1/2003, lup. 10, 15

    1/1/2003, lup. 21

    Sinza Katonda, lup. 176-177

2 Peetero 3:13

Marginal References

  • +Is 65:17; 66:22; Kub 21:1
  • +Is 11:4, 5

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 225

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2017, lup. 11-12

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2010, lup. 4-5

    9/1/2007, lup. 16-17

    5/1/2000, lup. 11-12

    11/1/1995, lup. 24

    Beera Bulindaala!, lup. 16

    Omuyigiriza, lup. 250

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 92

2 Peetero 3:14

Marginal References

  • +2Ko 13:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2010, lup. 9-10

    11/15/2008, lup. 22

    8/1/2003, lup. 13-15

2 Peetero 3:15

Marginal References

  • +Bar 2:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2000, lup. 23-24

2 Peetero 3:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 11

2 Peetero 3:17

Marginal References

  • +Mat 24:24; Bef 4:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2010, lup. 5, 7-8

    11/15/2008, lup. 22

2 Peetero 3:18

Indexes

  • Research Guide

    4/1/1994, lup. 13-14

General

2 Peet. 3:1Bar 15:15; 2Pe 1:13
2 Peet. 3:3Yud 17, 18
2 Peet. 3:4Yer 17:15; Mat 24:48; Luk 12:45
2 Peet. 3:4Ezk 12:22, 27
2 Peet. 3:5Lub 1:6, 9
2 Peet. 3:6Lub 7:11, 23; Mat 24:38, 39
2 Peet. 3:7Ma 7:10; 2Se 1:7-9
2 Peet. 3:8Zb 90:4
2 Peet. 3:9Kab 2:3
2 Peet. 3:9Bar 2:4
2 Peet. 3:10Yow. 2:31; Zef 1:14
2 Peet. 3:101Se 5:2
2 Peet. 3:10Kub 21:1
2 Peet. 3:10Zb 37:10; Is 13:9; Zef 1:18; Kub 6:14
2 Peet. 3:12Zef 1:14
2 Peet. 3:12Is 34:4
2 Peet. 3:13Is 65:17; 66:22; Kub 21:1
2 Peet. 3:13Is 11:4, 5
2 Peet. 3:142Ko 13:11
2 Peet. 3:15Bar 2:4
2 Peet. 3:17Mat 24:24; Bef 4:14
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Peetero 3:1-18

2 Peetero

3 Abaagalwa, eno kati ye bbaluwa ey’okubiri gye mbawandiikira. Era okufaananako eyasooka, ne mu eno nzuukusa obusobozi bwammwe obw’okulowooza obulungi nga mbajjukiza+ 2 nti musaanidde okujjukira ebigambo ebyayogerwa edda bannabbi abatukuvu n’ekiragiro Mukama waffe era Omulokozi kye yawa okuyitira mu batume bammwe. 3 Okusookera ddala, mukimanye nti mu nnaku ez’enkomerero walijjawo abasekerezi n’okusekerera kwabwe nga bagoberera okwegomba kwabwe+ 4 era nga bagamba nti: “Okubeerawo kwe okwasuubizibwa kuliwa?+ Laba, kasookedde bajjajjaffe bafa,* ebintu byonna biri ddala nga bwe bibadde okuviira ddala ku ntandikwa y’okutonda.”+

5 Kubanga mu bugenderevu kino bakibuusa amaaso, nti edda waaliwo eggulu n’ensi eyava mu mazzi era n’eba wakati mu mazzi olw’ekigambo kya Katonda;+ 6 era nti ensi ey’omu kiseera ekyo yazikirizibwa bwe yabuutikirwa amazzi.+ 7 Era olw’ekigambo kye kimu, eggulu n’ensi ebiriwo kati biterekeddwa okuzikirizibwa omuliro era bikuumibwa okutuusa ku lunaku olw’omusango era olw’okuzikiririzaako abantu abatatya Katonda.+

8 Kyokka kino temukibuusa maaso abaagalwa, nti eri Yakuwa* olunaku lumu lulinga emyaka lukumi, n’emyaka lukumi giringa olunaku lumu.+ 9 Yakuwa* talwisa kye yasuubiza+ ng’abamu bwe balowooza, naye abagumiikiriza mmwe, kubanga tayagala muntu yenna kuzikirizibwa wabula bonna beenenye.+ 10 Naye olunaku lwa Yakuwa*+ lulijja ng’omubbi,+ eggulu lwe lirivaawo amangu+ n’okuwuuma okw’amaanyi, ebintu byonna lwe birisaanuuka olw’ebbugumu eringi, ensi ne byonna ebikolebwamu ne byanikibwa.+

11 Okuva ebintu ebyo byonna bwe bigenda okusaanuusibwa bwe bityo, mulowooze ku ekyo kye musaanidde okubeera. Musaanidde okubeera abantu abalina empisa entukuvu era abakola ebikolwa ebiraga nti mwemalidde ku Katonda, 12 nga mulindirira era nga mukuumira mu birowoozo byammwe okujja* kw’olunaku lwa Yakuwa,*+ eggulu lwe ligenda okwokebwa omuliro lisaanewo+ era n’ebintu byonna bisaanuuke olw’ebbugumu eringi! 13 Naye nga bwe yasuubiza, tulindirira eggulu eriggya n’ensi empya,+ era nga muno obutuukirivu mwe bulibeera.+

14 N’olwekyo abaagalwa, okuva bwe mulindirira ebintu ebyo, mufube nnyo okusangibwa nga temuliiko bbala wadde akamogo era nga muli mu mirembe.+ 15 Ate era, obugumiikiriza bwa Mukama waffe mubutwale ng’obulokozi, era nga muganda waffe Pawulo omwagalwa bwe yabawandiikira okusinziira ku magezi agaamuweebwa,+ 16 ng’ayogera ku bintu bino ng’era bw’abyogerako mu bbaluwa ze zonna. Kyokka mu zo mulimu ebintu ebimu ebizibu okutegeera, abatamanyi n’abatali banywevu bye banyoolanyoola, era nga bwe banyoolanyoola Ebyawandiikibwa ebirala, ne beereetako okuzikirira.

17 N’olwekyo abaagalwa, okuva bwe mutegedde ebintu ebyo nga bukyali, mwekuume muleme kutwalirizibwa kwonoona kw’abantu abo abajeemu ne muva we munyweredde.+ 18 Naye mweyongerenga okufuna ekisa eky’ensusso n’okumanya okukwata ku Mukama waffe era Omulokozi, Yesu Kristo. Aweebwe ekitiibwa kaakano n’emirembe n’emirembe. Amiina.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share