LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Peetero 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Mwegombenga ekigambo kya Katonda (1-3)

      • Amayinja amalamu agazimbibwamu ennyumba ey’eby’omwoyo (4-10)

      • Okubeera ng’abagwira mu nsi (11, 12)

      • Okugondera ab’obuyinza (13-25)

        • Kristo, ekyokulabirako kyaffe (21)

1 Peetero 2:1

Marginal References

  • +Bag 5:16; Yak 1:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 7

1 Peetero 2:2

Marginal References

  • +Mak 10:15
  • +2Ti 3:15

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 4

    10/1/2000, lup. 20

    7/1/2000, lup. 22

    5/1/2000, lup. 26

    11/1/1999, lup. 20-21

    5/1/1994, lup. 8-9

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 11

    Okumanya, lup. 22

1 Peetero 2:3

Footnotes

  • *

    Obut., “nga mulezeeko.”

1 Peetero 2:4

Marginal References

  • +Is 53:3; Yok 19:15
  • +Zb 118:22; Is 42:1; Mat 21:42; Bik 4:11

1 Peetero 2:5

Marginal References

  • +Bef 2:21
  • +Beb 13:15
  • +Bar 12:1

1 Peetero 2:6

Marginal References

  • +Is 28:16

1 Peetero 2:7

Footnotes

  • *

    Obut., “omutwe gw’ensonda.”

Marginal References

  • +Zb 69:8
  • +Zb 118:22; Mat 21:42; Luk 20:17; Bik 4:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2017, lup. 9-10

1 Peetero 2:8

Marginal References

  • +Is 8:14

1 Peetero 2:9

Marginal References

  • +Kub 5:10; 20:6
  • +Kuv 19:5, 6; Ma 7:6; 10:15; Mal 3:17
  • +Is 43:20, 21
  • +Bef 5:8; Bak 1:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2012, lup. 26-30

    3/15/2010, lup. 24

    3/1/2006, lup. 14

    8/1/2002, lup. 25-26

    6/1/1993, lup. 8

    2/1/1990, lup. 11-12

1 Peetero 2:10

Marginal References

  • +Kos 1:10; Bik 15:14; Bar 9:25
  • +Kos 2:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2010, lup. 24

1 Peetero 2:11

Marginal References

  • +1Pe 1:17
  • +Bar 8:5; Bag 5:24
  • +Bag 5:17; Yak 4:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2012, lup. 19, 21

    11/1/2002, lup. 22

1 Peetero 2:12

Marginal References

  • +Bar 12:17; 1Ti 3:7
  • +Mat 5:16; Yak 3:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2012, lup. 21

    11/1/2002, lup. 22-23

1 Peetero 2:13

Marginal References

  • +Bar 13:1; Bef 6:5; Tit 3:1
  • +1Pe 2:17

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 45

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2012, lup. 22-23

    11/1/2002, lup. 23

1 Peetero 2:14

Marginal References

  • +Bar 13:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 45

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2002, lup. 23

    6/1/1993, lup. 8-9

1 Peetero 2:15

Marginal References

  • +Tit 2:7, 8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2002, lup. 23

    6/1/1993, lup. 8-9

1 Peetero 2:16

Marginal References

  • +Bag 5:1
  • +Bag 5:13
  • +1Ko 7:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2018, lup. 10, 11-12

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2002, lup. 23-24

    2/1/1993, lup. 6

    Ddala Katonda Afaayo, lup. 11-13

1 Peetero 2:17

Marginal References

  • +Lev 19:32; Bar 12:10; 13:7
  • +1Yo 2:10; 4:21
  • +Zb 111:10; Nge 8:13; 2Ko 7:1
  • +Nge 24:21

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 19

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2012, lup. 23

    11/1/2002, lup. 24

    6/1/1993, lup. 8-9

    2/1/1991, lup. 21

1 Peetero 2:18

Marginal References

  • +Bef 6:5; Bak 3:22; 1Ti 6:1; Tit 2:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1991, lup. 22

1 Peetero 2:19

Marginal References

  • +Bar 13:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1991, lup. 15

1 Peetero 2:20

Marginal References

  • +1Pe 4:15
  • +Mat 5:10; Bik 5:41; 1Pe 4:14

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 59

1 Peetero 2:21

Marginal References

  • +1Pe 3:18
  • +Mat 16:24; Yok 13:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2021, lup. 2-7

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 16

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2015, lup. 5-6

    11/15/2008, lup. 21

    9/1/2002, lup. 11

    3/1/2000, lup. 4

    10/1/1999, lup. 11

1 Peetero 2:22

Marginal References

  • +Yok 8:46; Beb 4:15
  • +Is 53:9

1 Peetero 2:23

Marginal References

  • +Mat 27:39
  • +Is 53:7; Bar 12:21
  • +Beb 5:8
  • +Yer 11:20; Yok 8:50

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2020, lup. 18-19

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 28

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2006, lup. 22

1 Peetero 2:24

Marginal References

  • +Lev 16:21
  • +Baf 2:8
  • +Is 53:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1990, lup. 10-11

1 Peetero 2:25

Marginal References

  • +Is 53:6
  • +Zb 23:1; Is 40:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 21-22

General

1 Peet. 2:1Bag 5:16; Yak 1:21
1 Peet. 2:2Mak 10:15
1 Peet. 2:22Ti 3:15
1 Peet. 2:4Is 53:3; Yok 19:15
1 Peet. 2:4Zb 118:22; Is 42:1; Mat 21:42; Bik 4:11
1 Peet. 2:5Bef 2:21
1 Peet. 2:5Beb 13:15
1 Peet. 2:5Bar 12:1
1 Peet. 2:6Is 28:16
1 Peet. 2:7Zb 69:8
1 Peet. 2:7Zb 118:22; Mat 21:42; Luk 20:17; Bik 4:11
1 Peet. 2:8Is 8:14
1 Peet. 2:9Kub 5:10; 20:6
1 Peet. 2:9Kuv 19:5, 6; Ma 7:6; 10:15; Mal 3:17
1 Peet. 2:9Is 43:20, 21
1 Peet. 2:9Bef 5:8; Bak 1:13
1 Peet. 2:10Kos 1:10; Bik 15:14; Bar 9:25
1 Peet. 2:10Kos 2:23
1 Peet. 2:111Pe 1:17
1 Peet. 2:11Bar 8:5; Bag 5:24
1 Peet. 2:11Bag 5:17; Yak 4:1
1 Peet. 2:12Bar 12:17; 1Ti 3:7
1 Peet. 2:12Mat 5:16; Yak 3:13
1 Peet. 2:13Bar 13:1; Bef 6:5; Tit 3:1
1 Peet. 2:131Pe 2:17
1 Peet. 2:14Bar 13:3, 4
1 Peet. 2:15Tit 2:7, 8
1 Peet. 2:16Bag 5:1
1 Peet. 2:16Bag 5:13
1 Peet. 2:161Ko 7:22
1 Peet. 2:17Lev 19:32; Bar 12:10; 13:7
1 Peet. 2:171Yo 2:10; 4:21
1 Peet. 2:17Zb 111:10; Nge 8:13; 2Ko 7:1
1 Peet. 2:17Nge 24:21
1 Peet. 2:18Bef 6:5; Bak 3:22; 1Ti 6:1; Tit 2:9
1 Peet. 2:19Bar 13:5
1 Peet. 2:201Pe 4:15
1 Peet. 2:20Mat 5:10; Bik 5:41; 1Pe 4:14
1 Peet. 2:211Pe 3:18
1 Peet. 2:21Mat 16:24; Yok 13:15
1 Peet. 2:22Yok 8:46; Beb 4:15
1 Peet. 2:22Is 53:9
1 Peet. 2:23Mat 27:39
1 Peet. 2:23Is 53:7; Bar 12:21
1 Peet. 2:23Beb 5:8
1 Peet. 2:23Yer 11:20; Yok 8:50
1 Peet. 2:24Lev 16:21
1 Peet. 2:24Baf 2:8
1 Peet. 2:24Is 53:5
1 Peet. 2:25Is 53:6
1 Peet. 2:25Zb 23:1; Is 40:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Peetero 2:1-25

1 Peetero

2 Kale, mweggyeeko ebikolwa ebibi byonna+ n’obulimba n’obunnanfuusi n’obuggya n’okugeya okwa buli ngeri. 2 Okufaananako abaana abaakazaalibwa,+ mwegombenga amata amalongoofu ag’ekigambo kya Katonda, gabasobozese okukula okutuuka ku bulokozi,+ 3 bwe muba nga mutegedde* nti Mukama waffe wa kisa.

4 Bwe mujja gy’ali, ejjinja eddamu abantu lye baagaana+ naye Katonda lye yalonda, era ery’omuwendo ennyo gy’ali,+ 5 mmwe amayinja amalamu, mujja kuzimbibwamu ennyumba ey’eby’omwoyo+ musobole okuba bakabona abatukuvu ab’okuwaayo ssaddaaka ez’eby’omwoyo+ ezisiimibwa Katonda okuyitira mu Yesu Kristo.+ 6 Kubanga Ebyawandiikibwa bigamba nti: “Laba! Nteeka mu Sayuuni ejjinja ery’omusingi ery’oku nsonda, eryalondebwa era ery’omuwendo, era tewali n’omu alikkiririzaamu aliswala.”+

7 N’olwekyo, wa muwendo gye muli kubanga muli bakkiriza; naye eri abo abatakkiriza, “ejjinja abazimbi lye baagaana+ lye lifuuse ejjinja ekkulu ery’oku nsonda,”*+ 8 era “ejjinja eryesittalwako n’olwazi oluviirako okugwa.”+ Beesittala kubanga bajeemera ekigambo. Eno ye nkomerero ebalindiridde. 9 Naye mmwe muli “ggwanga ddonde, bakabona abaweereza nga bakabaka, eggwanga ettukuvu,+ ekintu kya Katonda ekiganzi,+ musobole okulangirira obulungi”+ bw’Oyo eyabayita okuva mu kizikiza okuyingira mu kitangaala kye eky’ekitalo.+ 10 Mu kusooka temwali ggwanga, naye kati muli ggwanga lya Katonda;+ mwali abo abatasaasirwa, naye kati musaasiddwa.+

11 Abaagalwa, mbabuulirira ng’abagwira era abatuuze ab’akaseera obuseera+ mwewale ebyo omubiri bye gwegomba+ ebibalwanyisa.+ 12 Mubeerenga n’empisa ennungi mu b’amawanga,+ kibe nti, wadde nga babayita abakozi b’ebintu ebibi, bwe balaba ebikolwa byammwe ebirungi+ bagulumize Katonda ku lunaku olw’okukebererwako.

13 Ku lwa Mukama waffe, mugonderenga abo bonna abali mu buyinza:+ bw’aba kabaka,+ mumugondere olw’okuba alina obuyinza bungi, 14 oba bagavana, mubagondere kubanga b’aba atumye okubonereza abakola ebintu ebibi n’okutendereza abakola ebirungi.+ 15 Kubanga Katonda ayagala mukolenga ebirungi musobole okusirisa okwogera okw’obusirusiru okw’abantu abasirusiru.+ 16 Mubeere bantu ba ddembe,+ naye eddembe lyammwe temulikozesa ng’ekyekwaso okukola ebintu ebibi,+ wabula mulikozese ng’abaddu ba Katonda.+ 17 Muwenga abantu aba buli ngeri ekitiibwa,+ mwagalenga baganda bammwe bonna,+ mutyenga Katonda,+ muwenga kabaka ekitiibwa.+

18 Abaweereza bagonderenga bakama baabwe nga babawa ekitiibwa ekibagwanira,+ si abo bokka abalungi era abatali bakakanyavu, naye n’abo abazibu okusanyusa. 19 Omuntu bw’agumira embeera enzibu era n’abonaabona awatali nsonga olw’okuba aba ayagala okuba n’omuntu ow’omunda omuyonjo mu maaso ga Katonda, ekyo kisiimibwa.+ 20 Kirungi ki ekiba mu kugumiikiriza nga mukubibwa olw’okukola ebintu ebibi?+ Naye bwe mugumiikiriza nga mubonaabona olw’okukola ebirungi, ekyo kye kisiimibwa mu maaso ga Katonda.+

21 Mu butuufu, kino kye mwayitirwa, kubanga ne Kristo yabonaabona ku lwammwe,+ n’abalekera ekyokulabirako mulyoke mutambulirenga mu bigere bye.+ 22 Teyakola kibi,+ era obulimba tebwalabika mu kamwa ke.+ 23 Bwe yavumibwa+ ye teyavuma.+ Bwe yali abonaabona+ teyatiisatiisa, naye ensonga yazirekera Oyo asala omusango+ mu butuukirivu. 24 Yeetikka ebibi byaffe+ mu mubiri gwe ku muti,+ tusobole okuggibwako ebibi era tube balamu tusobole okukola eby’obutuukirivu. Era “mwawonyezebwa olw’ebiwundu bye.”+ 25 Kubanga mwali ng’endiga ezibula;+ naye kaakano mukomyewo eri omusumba+ era omulabirizi w’obulamu bwammwe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share