LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 37
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abo abeesiga Yakuwa bajja kubeera bulungi

        • Tokwatibwanga busungu olw’ababi (1

        • “Yakuwa abeerenga ensibuko y’essanyu lyo” (4)

        • “Amakubo go gakwasenga Yakuwa” (5)

        • “Abawombeefu balisikira ensi” (11)

        • Omutuukirivu tajja kubulwa mmere (25)

        • Abatuukirivu bajja kubeera ku nsi emirembe gyonna (29)

Zabbuli 37:1

Marginal References

  • +Zb 73:3; Nge 23:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2003, lup. 22-23

Zabbuli 37:2

Marginal References

  • +Zb 73:12, 19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2003, lup. 22-23

Zabbuli 37:3

Marginal References

  • +Is 1:17; Beb 13:16
  • +Nge 28:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2017, lup. 7-11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2003, lup. 23-24

Zabbuli 37:4

Footnotes

  • *

    Oba, “Funa essanyu erisingayo mu Yakuwa.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2003, lup. 24

Zabbuli 37:5

Footnotes

  • *

    Obut., “Amakubo go gayiringisizenga ku.”

Marginal References

  • +Zb 55:22; Nge 16:3
  • +Mat 6:33; Baf 4:6; 1Pe 5:6, 7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2003, lup. 24-25

Zabbuli 37:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2003, lup. 25

Zabbuli 37:7

Marginal References

  • +Zb 62:1; Kuk 3:26
  • +Yob 21:7; Zb 73:3; Yer 12:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2003, lup. 25-26

Zabbuli 37:8

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Tonyiiganga kubanga kijja kukuviiramu akabi.”

Marginal References

  • +Nge 14:29; Bef 4:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2018, lup. 10

Zabbuli 37:9

Marginal References

  • +Zb 55:23
  • +Zb 25:12, 13; 37:29; Mat 5:5; 2Pe 2:9

Zabbuli 37:10

Marginal References

  • +Yob 24:24
  • +1Sa 25:39; Zb 52:4, 5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 2 2021 lup. 4

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 33

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2017, lup. 10-11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2012, lup. 22-23

    12/1/2003, lup. 26

Zabbuli 37:11

Marginal References

  • +Is 45:18; Mat 5:5; Kub 21:3
  • +Zb 72:7; 119:165; Is 48:18

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 25

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2017, lup. 11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2009, lup. 32

    9/1/2006, lup. 4-7

    10/1/2004, lup. 3-7

    12/1/2003, lup. 26

    Ekkubo Erituusa Mu Bulamu, lup. 30

Zabbuli 37:12

Marginal References

  • +1Sa 18:21, 25

Zabbuli 37:13

Marginal References

  • +1Sa 26:9, 10

Zabbuli 37:15

Marginal References

  • +2Sa 17:23; Es 7:10; Zb 7:15

Zabbuli 37:16

Marginal References

  • +Nge 16:8; 30:8, 9; 1Ti 6:6

Zabbuli 37:18

Footnotes

  • *

    Obut., “amanyi ennaku z’abo.”

Marginal References

  • +Zb 16:11

Zabbuli 37:20

Marginal References

  • +Nge 10:7

Zabbuli 37:21

Marginal References

  • +Ma 15:11; Yob 31:16, 22; Zb 112:9; Nge 19:17

Zabbuli 37:22

Marginal References

  • +Zb 37:9

Zabbuli 37:23

Marginal References

  • +Nge 16:9
  • +Nge 11:20

Zabbuli 37:24

Footnotes

  • *

    Oba, “amuwanirira n’omukono gwe.”

Marginal References

  • +Zb 34:19; Nge 24:16
  • +Zb 91:11, 12

Zabbuli 37:25

Marginal References

  • +Zb 94:14; Mat 6:33; Beb 13:5
  • +Ma 24:19; Zb 145:15; Nge 10:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2014, lup. 22

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 114

Zabbuli 37:26

Marginal References

  • +Ma 15:7, 8; Zb 112:5

Zabbuli 37:27

Marginal References

  • +Zb 34:14; Is 1:17

Zabbuli 37:28

Marginal References

  • +2Sa 22:26
  • +Zb 97:10; Nge 2:7, 8
  • +Nge 2:22

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 285-288

Zabbuli 37:29

Marginal References

  • +Ma 30:20; Zb 37:9; Nge 2:21; Mat 5:5
  • +Mat 25:46; Kub 21:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 25

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2017, lup. 11

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 215

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2012, lup. 22

    11/1/1994, lup. 23-24

Zabbuli 37:30

Footnotes

  • *

    Oba, “koogera eby’amagezi mu kaama.”

Marginal References

  • +Mat 12:35; Bef 4:29; Bak 4:6

Zabbuli 37:31

Marginal References

  • +Ma 6:6; Zb 40:8
  • +Zb 121:3

Zabbuli 37:33

Marginal References

  • +2Pe 2:9
  • +Zb 109:31

Zabbuli 37:34

Marginal References

  • +Zb 37:22
  • +Zb 52:5, 6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 28

    9/1/1990, lup. 4

Zabbuli 37:35

Marginal References

  • +Es 5:11; Yob 21:7

Zabbuli 37:36

Marginal References

  • +Kuv 15:9, 10
  • +Zb 37:10

Zabbuli 37:37

Footnotes

  • *

    Oba, “oyo akuuma obugolokofu.”

Marginal References

  • +Yob 1:1
  • +Yob 42:12, 16

Zabbuli 37:38

Marginal References

  • +Zb 1:4; Nge 10:7; 2Pe 2:9

Zabbuli 37:39

Marginal References

  • +Is 12:2
  • +Zb 9:9; Is 33:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2004, lup. 14

Zabbuli 37:40

Marginal References

  • +Is 46:4; 1Ko 10:13
  • +Zb 22:4; Dan 3:17; 6:23

General

Zab. 37:1Zb 73:3; Nge 23:17
Zab. 37:2Zb 73:12, 19
Zab. 37:3Is 1:17; Beb 13:16
Zab. 37:3Nge 28:20
Zab. 37:5Zb 55:22; Nge 16:3
Zab. 37:5Mat 6:33; Baf 4:6; 1Pe 5:6, 7
Zab. 37:7Zb 62:1; Kuk 3:26
Zab. 37:7Yob 21:7; Zb 73:3; Yer 12:1
Zab. 37:8Nge 14:29; Bef 4:26
Zab. 37:9Zb 55:23
Zab. 37:9Zb 25:12, 13; 37:29; Mat 5:5; 2Pe 2:9
Zab. 37:10Yob 24:24
Zab. 37:101Sa 25:39; Zb 52:4, 5
Zab. 37:11Is 45:18; Mat 5:5; Kub 21:3
Zab. 37:11Zb 72:7; 119:165; Is 48:18
Zab. 37:121Sa 18:21, 25
Zab. 37:131Sa 26:9, 10
Zab. 37:152Sa 17:23; Es 7:10; Zb 7:15
Zab. 37:16Nge 16:8; 30:8, 9; 1Ti 6:6
Zab. 37:18Zb 16:11
Zab. 37:20Nge 10:7
Zab. 37:21Ma 15:11; Yob 31:16, 22; Zb 112:9; Nge 19:17
Zab. 37:22Zb 37:9
Zab. 37:23Nge 16:9
Zab. 37:23Nge 11:20
Zab. 37:24Zb 34:19; Nge 24:16
Zab. 37:24Zb 91:11, 12
Zab. 37:25Zb 94:14; Mat 6:33; Beb 13:5
Zab. 37:25Ma 24:19; Zb 145:15; Nge 10:3
Zab. 37:26Ma 15:7, 8; Zb 112:5
Zab. 37:27Zb 34:14; Is 1:17
Zab. 37:282Sa 22:26
Zab. 37:28Zb 97:10; Nge 2:7, 8
Zab. 37:28Nge 2:22
Zab. 37:29Ma 30:20; Zb 37:9; Nge 2:21; Mat 5:5
Zab. 37:29Mat 25:46; Kub 21:3, 4
Zab. 37:30Mat 12:35; Bef 4:29; Bak 4:6
Zab. 37:31Ma 6:6; Zb 40:8
Zab. 37:31Zb 121:3
Zab. 37:332Pe 2:9
Zab. 37:33Zb 109:31
Zab. 37:34Zb 37:22
Zab. 37:34Zb 52:5, 6
Zab. 37:35Es 5:11; Yob 21:7
Zab. 37:36Kuv 15:9, 10
Zab. 37:36Zb 37:10
Zab. 37:37Yob 1:1
Zab. 37:37Yob 42:12, 16
Zab. 37:38Zb 1:4; Nge 10:7; 2Pe 2:9
Zab. 37:39Is 12:2
Zab. 37:39Zb 9:9; Is 33:2
Zab. 37:40Is 46:4; 1Ko 10:13
Zab. 37:40Zb 22:4; Dan 3:17; 6:23
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 37:1-40

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi.

א [Alefu]

37 Tokwatibwanga busungu olw’ababi,

Oba okukwatirwa aboonoonyi ensaalwa.+

 2 Kubanga baliwotoka mangu ng’omuddo,+

Era balikala ng’omuddo ogwakamera.

ב [Besu]

 3 Weesigenga Yakuwa era kolanga ebirungi;+

Beera mu nsi, era beeranga mwesigwa mu by’okola.+

 4 Yakuwa abeerenga ensibuko y’essanyu lyo,*

Era ajja kukuwa omutima gwo bye gwagala.

ג [Gimeri]

 5 Amakubo go gakwasenga* Yakuwa;+

Mwesigenga, era naye ajja kukuyamba.+

 6 Ajja kuleetera obutuukirivu bwo okwakaayakana ng’ekitangaala eky’oku makya ennyo,

N’obwenkanya bwo okwakaayakana ng’omusana ogw’omu ttuntu.

ד [Dalesi]

 7 Sirika mu maaso ga Yakuwa+

Era mulindirire n’obugumiikiriza.

Tokwatibwa busungu olw’oyo

Atuukiriza ebintu ebibi by’aba ateeseteese.+

ה [Ke]

 8 Tosunguwalanga era toswakiiranga;+

Tonyiiganga n’okola ebintu ebibi.*

 9 Kubanga ababi baliggibwawo,+

Naye abo abatadde essuubi lyabwe mu Yakuwa balisikira ensi.+

ו [Wawu]

10 Mu kaseera katono, ababi tebalibaawo;+

Olitunula we baabeeranga,

Naye tebalibaawo.+

11 Naye abawombeefu balisikira ensi,+

Era baliba basanyufu nnyo kubanga walibaawo emirembe mingi.+

ז [Zayini]

12 Omubi asalira omutuukirivu enkwe;+

Amulumira obugigi.

13 Naye Yakuwa amusekerera,

Kubanga amanyi nti olunaku lwe lujja kutuuka.+

ח [Kesu]

14 Ababi basowolayo ebitala byabwe era baweta emitego gyabwe egy’obusaale

Okusuula abanyigirizibwa n’abaavu,

Okutta abo abatambulira mu kkubo eggolokofu.

15 Naye ekitala kyabwe kijja kufumita emitima gyabwe;+

Emitego gyabwe gijja kumenyeka.

ט [Tesu]

16 Akatono omutuukirivu k’alina

Kasinga ebingi ababi abangi bye balina.+

17 Kubanga emikono gy’ababi gijja kumenyebwa,

Naye Yakuwa ajja kuwanirira abatuukirivu.

י [Yodi]

18 Yakuwa amanyi ebituuka ku abo* abataliiko kya kunenyezebwa,

Era obusika bwabwe buliba bwa mirembe na mirembe.+

19 Mu kiseera eky’akabi tebaliswala;

Mu kiseera eky’enjala baliba na bingi.

כ [Kafu]

20 Naye ababi balisaanawo;+

Abalabe ba Yakuwa baliggwaawo ng’omuddo ogutinta;

Baliggwaawo ng’omukka.

ל [Lamedi]

21 Omubi yeewola naye tasasula,

Naye omutuukirivu musaasizi era mugabi.+

22 Abo Katonda b’awa omukisa balisikira ensi,

Naye abo b’akolimira baliggibwawo.+

מ [Memu]

23 Yakuwa bw’asanyukira amakubo g’omuntu,+

Amulaga bw’alina okutambula.+

24 Ne bwe yeesittala tagwa wansi,+

Kubanga Yakuwa amukwata ku mukono n’amuwanirira.*+

נ [Nuni]

25 Nnali muto, naye kati nkaddiye,

Kyokka sirabangako mutuukirivu ayabuliddwa,+

Wadde abaana be nga basabiriza emmere.+

26 Bulijjo alaga abalala ekisa n’abawola,+

Era abaana be balifuna omukisa.

ס [Sameki]

27 Leka ebibi okole ebirungi,+

Obeerewo emirembe gyonna.

28 Kubanga Yakuwa ayagala obwenkanya,

Era talyabulira abo abeesigwa gy’ali.+

ע [Ayini]

Anaabakuumanga bulijjo;+

Naye ezzadde ly’ababi liriggibwawo.+

29 Abatuukirivu balisikira ensi,+

Era baligibeeramu emirembe gyonna.+

פ [Pe]

30 Akamwa k’omutuukirivu koogera eby’amagezi,*

Era olulimi lwe lwogera ku bwenkanya.+

31 Amateeka ga Katonda we gali mu mutima gwe;+

Era bw’anaatambulanga taaseererenga.+

צ [Sade]

32 Omubi atunuulira omutuukirivu,

Ng’ayagala okumutta.

33 Naye Yakuwa talimuleka kugwa mu mukono gw’omubi+

Wadde okumusingisa omusango ng’alamulwa.+

ק [Kofu]

34 Essuubi lyo liteekenga mu Yakuwa era otambulire mu kkubo lye,

Naye alikugulumiza n’osikira ensi.

Ababi bwe baliggibwawo,+ olikiraba.+

ר [Lesu]

35 Nnalaba omuntu omukambwe era omubi ennyo,

Ng’ayagaagadde ng’omuti ogulina ebikoola ebingi oguli ku ttaka lyagwo.+

36 Naye mangu ddala yavaawo n’aba nga takyaliwo;+

Nnamunoonya, naye saamuzuula.+

ש [Sini]

37 Weetegereze oyo ataliiko kya kunenyezebwa,*

Era tunuulira omugolokofu,+

Kubanga ebiseera bye eby’omu maaso biriba bya mirembe.+

38 Naye aboonoonyi bonna balizikirizibwa;

Abantu ababi balizikirira.+

ת [Tawu]

39 Obulokozi bw’abatuukirivu buva eri Yakuwa;+

Ye kye kigo kyabwe mu biseera eby’obuyinike.+

40 Yakuwa ajja kubayamba era abanunule.+

Ajja kubanunula okuva mu mukono gw’ababi era abalokole.

Kubanga baddukira gy’ali.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share