LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Amakondeere aga ffeeza (1-10)

      • Okuva e Sinaayi (11-13)

      • Engeri gye baddiriŋŋanamu nga basimbula (14-28)

      • Kobabu asabibwa okulagirira Abayisirayiri ekkubo (29-34)

      • Essaala ya Musa ng’ekibiina kisimbula (35, 36)

Okubala 10:2

Marginal References

  • +Lev 23:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2020, lup. 30

Okubala 10:3

Marginal References

  • +Kbl 1:18; Ma 29:10, 11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2020, lup. 30-31

Okubala 10:4

Marginal References

  • +Kuv 18:21; Kbl 1:16; 7:2; Ma 1:15; 5:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2020, lup. 31

Okubala 10:5

Marginal References

  • +Kbl 2:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2020, lup. 31

Okubala 10:6

Marginal References

  • +Kbl 2:10

Okubala 10:7

Marginal References

  • +Kbl 10:3

Okubala 10:8

Marginal References

  • +Kbl 31:6; 1By 15:24; 16:6; 2By 29:26; Nek 12:35, 41

Okubala 10:9

Marginal References

  • +2By 13:12

Okubala 10:10

Marginal References

  • +1By 15:28; 2By 5:12; 7:6; Ezr 3:10
  • +Lev 23:24; Kbl 29:1
  • +Kbl 28:11
  • +Lev 3:1
  • +Kuv 6:7; Lev 11:45

Okubala 10:11

Marginal References

  • +Kbl 1:1
  • +Kbl 9:17; Zb 78:14

Okubala 10:12

Marginal References

  • +Kuv 40:36; Kbl 2:9, 16, 17, 24, 31
  • +Kbl 12:16; 13:26; Ma 1:1, 2

Okubala 10:13

Marginal References

  • +Kbl 2:34; 9:23

Okubala 10:14

Marginal References

  • +Kbl 1:4, 7; 2:3

Okubala 10:15

Marginal References

  • +Kbl 1:4, 8; 2:5

Okubala 10:16

Marginal References

  • +Kbl 2:7

Okubala 10:17

Marginal References

  • +Kbl 1:51
  • +Kbl 3:25, 26
  • +Kbl 3:36, 37

Okubala 10:18

Marginal References

  • +Kbl 1:4, 5; 2:10

Okubala 10:19

Marginal References

  • +Kbl 1:5, 6; 2:12

Okubala 10:20

Marginal References

  • +Kbl 1:4, 14; 2:14

Okubala 10:21

Marginal References

  • +Kbl 3:30, 31; 4:15; 7:9

Okubala 10:22

Marginal References

  • +Kbl 1:4, 10; 2:18, 24

Okubala 10:23

Marginal References

  • +Kbl 1:4, 10; 2:20

Okubala 10:24

Marginal References

  • +Kbl 1:4, 11; 2:22

Okubala 10:25

Marginal References

  • +Kbl 1:4, 12; 2:25, 31

Okubala 10:26

Marginal References

  • +Kbl 1:4, 13; 2:27

Okubala 10:27

Marginal References

  • +Kbl 1:4, 15; 2:29

Okubala 10:28

Marginal References

  • +Kbl 2:34

Okubala 10:29

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, Yesero.

Marginal References

  • +Kuv 2:16, 18; 3:1; 18:1, 5
  • +Lub 12:7; 13:14, 15; 15:18
  • +Bal 1:16; 4:11; 1Sa 15:6
  • +Kuv 3:8; 6:7

Okubala 10:31

Footnotes

  • *

    Oba, “okuba amaaso gaffe.”

Okubala 10:32

Marginal References

  • +Bal 1:16; 4:11

Okubala 10:33

Marginal References

  • +Kuv 3:1; 19:3; 24:16; Ma 5:2
  • +Kuv 25:10, 17
  • +Ma 1:32, 33; Yos 3:3, 4

Okubala 10:34

Marginal References

  • +Kuv 13:21; Nek 9:12; Zb 78:14

Okubala 10:35

Marginal References

  • +Zb 132:8

Okubala 10:36

Marginal References

  • +Ma 1:10

General

Kubal. 10:2Lev 23:24
Kubal. 10:3Kbl 1:18; Ma 29:10, 11
Kubal. 10:4Kuv 18:21; Kbl 1:16; 7:2; Ma 1:15; 5:23
Kubal. 10:5Kbl 2:3
Kubal. 10:6Kbl 2:10
Kubal. 10:7Kbl 10:3
Kubal. 10:8Kbl 31:6; 1By 15:24; 16:6; 2By 29:26; Nek 12:35, 41
Kubal. 10:92By 13:12
Kubal. 10:101By 15:28; 2By 5:12; 7:6; Ezr 3:10
Kubal. 10:10Lev 23:24; Kbl 29:1
Kubal. 10:10Kbl 28:11
Kubal. 10:10Lev 3:1
Kubal. 10:10Kuv 6:7; Lev 11:45
Kubal. 10:11Kbl 1:1
Kubal. 10:11Kbl 9:17; Zb 78:14
Kubal. 10:12Kuv 40:36; Kbl 2:9, 16, 17, 24, 31
Kubal. 10:12Kbl 12:16; 13:26; Ma 1:1, 2
Kubal. 10:13Kbl 2:34; 9:23
Kubal. 10:14Kbl 1:4, 7; 2:3
Kubal. 10:15Kbl 1:4, 8; 2:5
Kubal. 10:16Kbl 2:7
Kubal. 10:17Kbl 1:51
Kubal. 10:17Kbl 3:25, 26
Kubal. 10:17Kbl 3:36, 37
Kubal. 10:18Kbl 1:4, 5; 2:10
Kubal. 10:19Kbl 1:5, 6; 2:12
Kubal. 10:20Kbl 1:4, 14; 2:14
Kubal. 10:21Kbl 3:30, 31; 4:15; 7:9
Kubal. 10:22Kbl 1:4, 10; 2:18, 24
Kubal. 10:23Kbl 1:4, 10; 2:20
Kubal. 10:24Kbl 1:4, 11; 2:22
Kubal. 10:25Kbl 1:4, 12; 2:25, 31
Kubal. 10:26Kbl 1:4, 13; 2:27
Kubal. 10:27Kbl 1:4, 15; 2:29
Kubal. 10:28Kbl 2:34
Kubal. 10:29Kuv 2:16, 18; 3:1; 18:1, 5
Kubal. 10:29Lub 12:7; 13:14, 15; 15:18
Kubal. 10:29Bal 1:16; 4:11; 1Sa 15:6
Kubal. 10:29Kuv 3:8; 6:7
Kubal. 10:32Bal 1:16; 4:11
Kubal. 10:33Kuv 3:1; 19:3; 24:16; Ma 5:2
Kubal. 10:33Kuv 25:10, 17
Kubal. 10:33Ma 1:32, 33; Yos 3:3, 4
Kubal. 10:34Kuv 13:21; Nek 9:12; Zb 78:14
Kubal. 10:35Zb 132:8
Kubal. 10:36Ma 1:10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubala 10:1-36

Okubala

10 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: 2 “Weekolere amakondeere abiri.+ Ojja kugaweesa mu ffeeza ng’okozesa ennyondo, era ojja kugakozesanga okuyita abantu okukuŋŋaana n’okulagira ebibinja okusimbula. 3 Gombi bwe ganaafuuyibwanga, ng’ekibiina kyonna kikuŋŋaanira w’oli ku mulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu.+ 4 Bwe banaafuuwanga erimu lyokka, ng’abaami b’enkumi za Isirayiri bokka be bakuŋŋaanira w’oli.+

5 “Bwe munaagafuuwanga nga mukyusakyusa mu nvuga yaago ng’ab’ebibinja ebiri ku luuyi olw’ebuvanjuba+ basimbula. 6 Bwe munaagafuuwanga omulundi ogw’okubiri nga mukyusakyusa mu nvuga yaago, ng’ab’ebibinja ebiri ku luuyi olw’ebukiikaddyo+ basimbula. Bwe batyo bwe banaagafuuwanga buli ekibinja lwe kinaabanga kisimbula.

7 “Bwe munaabanga muyita ekibiina okukuŋŋaana awamu, mujja kufuuwanga amakondeere,+ naye nga temugafuuwa nga mukyusakyusa mu nvuga yaago. 8 Abaana ba Alooni, bakabona be banaafuuwanga amakondeere;+ era okukozesa amakondeere lijja kuba tteeka lya lubeerera mu mirembe gyammwe gyonna.

9 “Bwe munaabanga mugenda okulwana olutalo mu nsi yammwe nga mulwanyisa omulabe abayigganya, munaafuuwanga amakondeere agayita abalwanyi,+ era Yakuwa Katonda wammwe anaabajjukiranga n’abawonya abalabe bammwe.

10 “Ne mu biseera byammwe eby’okujaguza,+ ebiseera eby’okukwata embaga zammwe+ ne ku ntandikwa ya buli mwezi, mujja kufuuyiranga amakondeere ku biweebwayo byammwe ebyokebwa+ ne ku ssaddaaka zammwe ez’emirembe;+ ekyo kinaabaviirangako okujjukirwa mu maaso ga Katonda wammwe. Nze Yakuwa Katonda wammwe.”+

11 Awo ku lunaku olw’abiri olw’omwezi ogw’okubiri mu mwaka ogw’okubiri,+ ekire ne kiva ku weema entukuvu+ ey’Obujulirwa. 12 Abayisirayiri ne basimbula okuva mu ddungu lya Sinaayi nga bagoberera enteekateeka yaabwe ey’okusimbula,+ era ekire ne kiyimirira mu ddungu ly’e Palani.+ 13 Guno gwe mulundi gwe baasookera ddala okusimbula okugenda nga Yakuwa bwe yalagira ng’ayitira mu Musa.+

14 Ekibinja eky’ebika ebisatu eky’olusiisira lw’abaana ba Yuda kye kyasooka okusimbula okusinziira ku bibinja by’eggye lyakyo, era Nakusoni+ mutabani wa Amminadaabu ye yali akulira eggye lyakyo. 15 Nesaneeri+ mutabani wa Zuwaali ye yali akulira eggye ly’ekika ky’abaana ba Isakaali. 16 Eriyaabu+ mutabani wa Keroni ye yali akulira eggye ly’ekika ky’abaana ba Zebbulooni.

17 Weema entukuvu bwe yamala okupangululwa,+ abaana ba Gerusoni+ n’abaana ba Merali+ abaagisitulanga ne basimbula.

18 Ekibinja eky’ebika ebisatu ekya Lewubeeni ne kisimbula okusinziira ku bibinja by’eggye lyakyo, era Erizuuli+ mutabani wa Sedewuli ye yali akulira eggye lyakyo. 19 Serumiyeeri+ mutabani wa Zulisadaayi ye yali akulira eggye ly’ekika ky’abaana ba Simiyoni. 20 Eriyasaafu+ mutabani wa Deweri ye yali akulira eggye ly’ekika ky’abaana ba Gaadi.

21 Awo Abakokasi abaasitulanga ebintu by’omu kifo ekitukuvu+ ne basimbula. Baalina okutuuka nga weema emaze okusimbibwa.

22 Ekibinja eky’ebika ebisatu eky’olusiisira lw’abaana ba Efulayimu ne kisimbula okusinziira ku bibinja by’eggye lyakyo, era Erisaama+ mutabani wa Ammikudi ye yali akulira eggye lyakyo. 23 Gamalyeri+ mutabani wa Pedazuuli ye yali akulira eggye ly’ekika ky’abaana ba Manase. 24 Abidaani+ mutabani wa Gidiyooni ye yali akulira eggye ly’ekika ky’abaana ba Benyamini.

25 Awo ekibinja eky’ebika ebisatu eky’olusiisira lw’abaana ba Ddaani ne kisimbula okusinziira ku bibinja by’eggye lyakyo, ne kiba nga kye kikuuma ensiisira zonna ku luuyi olw’emabega. Akiyezeeri+ mutabani wa Amisadaayi ye yali akulira eggye lyakyo. 26 Pagiyeeri+ mutabani wa Okulaani ye yali akulira eggye ly’ekika ky’abaana ba Aseri. 27 Akira+ mutabani wa Enani ye yali akulira eggye ly’ekika ky’abaana ba Nafutaali. 28 Eyo ye nteekateeka Abayisirayiri n’ebibinja by’eggye lyabwe gye baagobereranga nga basimbula okugenda.+

29 Musa n’agamba Kobabu mutabani wa Leweri*+ Omumidiyaani kitaawe wa mukazi we nti: “Tusimbula okugenda mu kifo Yakuwa kye yagamba nti, ‘Ndikibawa.’+ Jjangu ogende naffe.+ Tujja kukuyisa bulungi kubanga Yakuwa asuubizza okuwa Isirayiri ebintu ebirungi.”+ 30 Naye n’amuddamu nti: “Sijja kugenda nammwe. Nja kuddayo mu nsi yange eri ab’eŋŋanda zange.” 31 N’amugamba nti: “Tukwegayiridde totuleka kubanga omanyi bulungi we tuyinza okusiisira mu ddungu, era ggwe ojja okutulagirira.* 32 Bw’onoogenda naffe,+ ebirungi byonna Yakuwa by’anaatukolera naffe bye tujja okukukolera.”

33 Awo ne batambula okuva ku lusozi lwa Yakuwa+ olugendo lwa nnaku ssatu, era essanduuko+ y’endagaano ya Yakuwa yabakulemberamu ku lugendo olwo olw’ennaku essatu okubanoonyeza ekifo eky’okuwummuliramu.+ 34 Ekire+ kya Yakuwa kyabakulemberamu emisana nga batambula okuva we baali basiisidde.

35 Essanduuko bwe yasitulibwanga okutwalibwa nga Musa agamba nti: “Situka Ai Yakuwa,+ era abalabe bo ka basaasaane, n’abatakwagala ka badduke okuva mu maaso go.” 36 Bwe yateekebwanga wansi ng’agamba nti: “Komawo Ai Yakuwa eri enkumi n’enkumi za Isirayiri ezitabalika.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share