LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zekkaliya 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okwolesebwa 3: Omusajja akutte omuguwa ogupima (1-13)

        • Yerusaalemi kya kupimibwa (2)

        • Yakuwa, “bbugwe ow’omuliro ku njuyi zonna” (5)

        • Okukwata ku mmunye y’eriiso lya Katonda (8)

        • Amawanga mangi ga kwegatta ku Yakuwa (11)

Zekkaliya 2:1

Marginal References

  • +Zek 1:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 18

Zekkaliya 2:2

Marginal References

  • +Yer 31:38, 39

Zekkaliya 2:4

Marginal References

  • +Is 44:26; Yer 30:18; Ezk 36:10
  • +Is 33:20; Yer 31:24; 33:10, 11; Zek 8:4, 5

Zekkaliya 2:5

Marginal References

  • +Zb 125:2; Is 26:1
  • +Is 12:6; 60:19, 20; Kag 2:9

Zekkaliya 2:6

Marginal References

  • +Is 11:12, 16
  • +Ma 28:64; Ezk 5:12

Zekkaliya 2:7

Marginal References

  • +Is 48:20; 52:2; Yer 50:8; Mi 4:10

Zekkaliya 2:8

Footnotes

  • *

    Oba, “Oluvannyuma lw’ekitiibwa.”

  • *

    Oba, “ku liiso lyange.”

Marginal References

  • +2Sk 24:2; Mi 4:11
  • +Ma 32:9, 10; Zb 105:14, 15; 2Se 1:6

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 248

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2007, lup. 17

Zekkaliya 2:9

Marginal References

  • +Is 14:2

Zekkaliya 2:10

Marginal References

  • +Is 35:10
  • +Is 40:9, 10
  • +Lev 26:11, 12; Is 12:6

Zekkaliya 2:11

Marginal References

  • +Zb 22:27; Is 2:2, 3; Zek 8:22, 23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2010, lup. 27-28

Zekkaliya 2:12

Marginal References

  • +2By 6:6; Zek 1:17

General

Zek. 2:1Zek 1:16
Zek. 2:2Yer 31:38, 39
Zek. 2:4Is 44:26; Yer 30:18; Ezk 36:10
Zek. 2:4Is 33:20; Yer 31:24; 33:10, 11; Zek 8:4, 5
Zek. 2:5Zb 125:2; Is 26:1
Zek. 2:5Is 12:6; 60:19, 20; Kag 2:9
Zek. 2:6Is 11:12, 16
Zek. 2:6Ma 28:64; Ezk 5:12
Zek. 2:7Is 48:20; 52:2; Yer 50:8; Mi 4:10
Zek. 2:82Sk 24:2; Mi 4:11
Zek. 2:8Ma 32:9, 10; Zb 105:14, 15; 2Se 1:6
Zek. 2:9Is 14:2
Zek. 2:10Is 35:10
Zek. 2:10Is 40:9, 10
Zek. 2:10Lev 26:11, 12; Is 12:6
Zek. 2:11Zb 22:27; Is 2:2, 3; Zek 8:22, 23
Zek. 2:122By 6:6; Zek 1:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zekkaliya 2:1-13

Zekkaliya

2 Awo ne ntunula waggulu ne ndaba omusajja eyali akutte omuguwa ogupima.+ 2 Ne mmubuuza nti: “Ogenda wa?”

N’aŋŋamba nti: “Ŋŋenda kupima Yerusaalemi ndabe bwe kyenkana obugazi n’obuwanvu.”+

3 Malayika eyali ayogera nange bwe yali agenda, malayika omulala n’ajja okumusisinkana. 4 Awo n’amugamba nti: “Dduka ogambe omuvubuka oli nti, ‘“Yerusaalemi kiribaamu abantu+ okufaananako ebyalo ebitaliiko bbugwe, kubanga abantu abakirimu balyeyongera obungi era n’ebisolo biriba bingi.+ 5 Ndiba gye kiri nga bbugwe ow’omuliro ku njuyi zonna+ era ndikijjuza ekitiibwa kyange,”+ Yakuwa bw’agamba.”’

6 Mujje! Mujje! Mudduke muve mu nsi ey’ebukiikakkono,”+ Yakuwa bw’agamba.

“Mbasaasaanyizza mmwe mu mpewo ennya ez’eggulu,”+ Yakuwa bw’agamba.

7 “Jjangu ggwe Sayuuni! Mudduke mmwe ababeera ne muwala wa Babulooni.+ 8 Oluvannyuma lw’okugulumizibwa,* Katonda antumye mu mawanga agaali gabanyagako ebyammwe,+ era bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba: ‘Buli abakwatako mmwe aba akutte ku mmunye y’eriiso lyange.*+ 9 Laba, ndibawuubira omukono gwange era balifuuka munyago eri abaddu baabwe.’+ Mulimanya nti Yakuwa ow’eggye y’antumye.

10 “Yogerera waggulu olw’essanyu, ggwe muwala wa Sayuuni;+ kubanga nzija,+ era nja kubeeranga mu ggwe,”+ Yakuwa bw’agamba. 11 “Amawanga mangi galyegatta ku Yakuwa ku lunaku olwo,+ era balifuuka bantu bange; era ndibeera wakati mu ggwe.” Era olimanya nti Yakuwa ow’eggye y’antumye gy’oli. 12 Yakuwa alitwala Yuda okuba omugabo gwe mu nsi entukuvu era aliddamu n’alonda Yerusaalemi.+ 13 Mmwe abantu mmwenna musirike mu maaso ga Yakuwa, kubanga asituse okuva mu kifo kye ekitukuvu mw’abeera abeeko ky’akolawo.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share