LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 119
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okusiima ekigambo kya Katonda eky’omuwendo

        • ‘Abavubuka bayinza batya okukuuma ekkubo lyabwe nga ddongoofu?’ (9)

        • “Njagala nnyo by’otujjukiza” (24)

        • “Ekigambo kyo lye ssuubi lyange” (74, 81, 114)

        • “Amateeka go nga ngaagala nnyo!” 97)

        • “Ntegeera okusinga abayigiriza bange bonna” (99)

        • “Ekigambo kyo ye ttaala emulisiza ebigere byange” (105)

        • “Amazima gwe mulamwa gw’ekigambo kyo” (160)

        • Abo abaagala amateeka ga Katonda balina emirembe (165)

Zabbuli 119:1

Footnotes

  • *

    Oba, “abakuuma obugolokofu.”

Marginal References

  • +2Sk 20:3; Yak 1:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 3

Zabbuli 119:2

Marginal References

  • +Zb 19:7
  • +2By 31:20, 21

Zabbuli 119:3

Marginal References

  • +Is 38:3

Zabbuli 119:4

Marginal References

  • +Ma 5:33; Yer 7:23; Yak 2:10

Zabbuli 119:5

Footnotes

  • *

    Obut., “Singa nno amakubo gange gaali manywevu.”

Marginal References

  • +Zb 51:10

Zabbuli 119:6

Marginal References

  • +Zb 119:80

Zabbuli 119:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 3-4

Zabbuli 119:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 3-4

Zabbuli 119:9

Marginal References

  • +Nge 6:20, 22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 4-5

    10/1/2002, lup. 19

Zabbuli 119:10

Marginal References

  • +Zb 25:5

Zabbuli 119:11

Marginal References

  • +Zb 112:1
  • +Zb 19:13; 37:31

Zabbuli 119:14

Marginal References

  • +Yer 15:16
  • +Zb 19:8, 10; 119:72

Zabbuli 119:15

Footnotes

  • *

    Oba, “kwekenneenya.”

Marginal References

  • +Zb 119:93, 100
  • +Zb 25:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2000, lup. 24

Zabbuli 119:16

Marginal References

  • +Yak 1:23-25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2000, lup. 23-24

Zabbuli 119:17

Marginal References

  • +Is 38:20

Zabbuli 119:19

Marginal References

  • +1By 29:15

Zabbuli 119:21

Marginal References

  • +Ma 28:15

Zabbuli 119:23

Footnotes

  • *

    Oba, “yeekenneenya amateeka go.”

Zabbuli 119:24

Marginal References

  • +Zb 119:14, 168
  • +Ma 17:18-20; Zb 119:105; 2Ti 3:16, 17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 17

    5/1/2005, lup. 5

Zabbuli 119:25

Marginal References

  • +Zb 22:15
  • +Zb 119:154; 143:11

Zabbuli 119:26

Marginal References

  • +Zb 86:11

Zabbuli 119:27

Footnotes

  • *

    Obut., “ekkubo ly’ebiragiro byo.”

  • *

    Oba, “okwekenneenya.”

Marginal References

  • +Zb 145:5

Zabbuli 119:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 5

Zabbuli 119:29

Marginal References

  • +Zb 141:4; Nge 30:8

Zabbuli 119:30

Marginal References

  • +Yos 24:15

Zabbuli 119:31

Marginal References

  • +Zb 19:7
  • +Zb 25:20; 119:80

Zabbuli 119:33

Marginal References

  • +Is 48:17; Yok 6:45; Yak 1:5
  • +Zb 119:112

Zabbuli 119:35

Marginal References

  • +Zb 23:3

Zabbuli 119:36

Marginal References

  • +Luk 12:15; 1Ti 6:10; Beb 13:5

Zabbuli 119:37

Marginal References

  • +Kbl 15:39; Nge 4:25; 23:4, 5

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 40

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2010, lup. 20-24

    5/1/2005, lup. 6

Zabbuli 119:38

Footnotes

  • *

    Oba, “ekigambo kyo eri.”

Zabbuli 119:39

Marginal References

  • +Zb 19:9; 119:75

Zabbuli 119:41

Footnotes

  • *

    Oba, “ng’ekigambo kyo bwe kiri.”

Marginal References

  • +Zb 51:1; 90:14
  • +Zb 119:76

Zabbuli 119:43

Footnotes

  • *

    Oba, “nnindirira.”

Zabbuli 119:44

Marginal References

  • +Zb 119:33

Zabbuli 119:45

Footnotes

  • *

    Oba, “mu kifo ekigazi.”

Marginal References

  • +Zb 118:5

Zabbuli 119:46

Marginal References

  • +Bar 1:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 6

Zabbuli 119:47

Marginal References

  • +Yob 23:12; Zb 119:174; Bar 7:22

Zabbuli 119:48

Footnotes

  • *

    Oba, “kwekenneenya.”

Marginal References

  • +Zb 119:127
  • +Zb 119:23, 71

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2000, lup. 24

    2/1/1999, lup. 8-9

Zabbuli 119:49

Footnotes

  • *

    Oba, “kye wasuubiza.”

Zabbuli 119:50

Marginal References

  • +Zb 94:19; Bar 15:4

Zabbuli 119:51

Marginal References

  • +Zb 119:157

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 6-7

Zabbuli 119:52

Marginal References

  • +Kbl 16:5; Ma 1:35, 36; 4:3
  • +Bar 15:4

Zabbuli 119:53

Marginal References

  • +Zb 119:158; 139:21; Nge 28:4

Zabbuli 119:54

Footnotes

  • *

    Oba, “Mu nnyumba mwe mbeera ng’omugwira.”

Zabbuli 119:55

Marginal References

  • +Zb 63:6; Is 26:9

Zabbuli 119:57

Marginal References

  • +Zb 16:5
  • +Kuv 19:8

Zabbuli 119:58

Footnotes

  • *

    Oba, “Nnoonya akamwenyumwenyu k’oku maaso go.”

  • *

    Oba, “ng’ekigambo kyo bwe kiri.”

Marginal References

  • +Zb 51:17
  • +Zb 57:1

Zabbuli 119:59

Marginal References

  • +Zb 119:101; Bef 5:15

Zabbuli 119:60

Marginal References

  • +2By 29:1, 3

Zabbuli 119:61

Marginal References

  • +1Sa 26:8, 9; 2By 29:1, 2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2000, lup. 24-25

Zabbuli 119:62

Marginal References

  • +Zb 42:8

Zabbuli 119:63

Marginal References

  • +Nge 13:20

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 48

Zabbuli 119:64

Marginal References

  • +Zb 33:5; 104:13

Zabbuli 119:66

Marginal References

  • +1Sk 3:9; Zb 94:10; Dan 2:21; Baf 1:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1999, lup. 8-9

Zabbuli 119:67

Footnotes

  • *

    Oba, “nnayonoonanga mu butanwa.”

Marginal References

  • +Zb 119:11

Zabbuli 119:68

Marginal References

  • +Zb 86:5; Mak 10:18
  • +Is 48:17

Zabbuli 119:70

Marginal References

  • +Is 6:10
  • +Zb 40:8; Bar 7:22

Zabbuli 119:71

Marginal References

  • +1Ko 11:32; Beb 12:9-11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 30

    5/1/2005, lup. 7

Zabbuli 119:72

Marginal References

  • +Ma 17:18, 19
  • +Zb 19:7, 10; Nge 3:13-15

Zabbuli 119:73

Marginal References

  • +1By 22:12; Yob 32:8

Zabbuli 119:74

Footnotes

  • *

    Oba, “Nnindirira ekigambo kyo.”

Marginal References

  • +Zb 119:147

Zabbuli 119:75

Marginal References

  • +Zb 119:160
  • +Ma 32:4; Beb 12:11

Zabbuli 119:76

Footnotes

  • *

    Oba, “ng’ekigambo kyo bwe kiri eri.”

Marginal References

  • +Kuv 34:6; Zb 86:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 23-24

Zabbuli 119:77

Marginal References

  • +Zb 51:1; 103:13; 119:116; Dan 9:18; Luk 1:50
  • +Bar 7:22

Zabbuli 119:78

Footnotes

  • *

    Oba, “kwekenneenya.”

Marginal References

  • +Zb 119:45

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 7

Zabbuli 119:80

Marginal References

  • +1Sk 8:58
  • +Zb 119:5, 6; 1Yo 2:28

Zabbuli 119:81

Footnotes

  • *

    Oba, “Nnindirira ekigambo kyo.”

Marginal References

  • +Mi 7:7

Zabbuli 119:82

Marginal References

  • +Zb 69:3
  • +Zb 86:17; 102:2

Zabbuli 119:83

Marginal References

  • +Zb 119:61, 176

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 7-8

Zabbuli 119:84

Marginal References

  • +Zb 7:6; Kub 6:9, 10

Zabbuli 119:86

Marginal References

  • +Zb 142:6

Zabbuli 119:89

Marginal References

  • +Zb 89:2; 119:152

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 8-9

Zabbuli 119:90

Marginal References

  • +Ma 7:9
  • +Zb 104:5; Mub 1:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 8-9

Zabbuli 119:91

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, byonna bye yatonda.

Zabbuli 119:92

Marginal References

  • +Nge 6:23; Mat 4:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 9

Zabbuli 119:93

Marginal References

  • +Lev 18:5; Ma 30:16; Yok 6:63; Bar 10:5

Zabbuli 119:94

Marginal References

  • +Zb 86:2; Is 41:10
  • +Zb 119:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 9

Zabbuli 119:96

Footnotes

  • *

    Obut., “bigazi nnyo.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 30

Zabbuli 119:97

Footnotes

  • *

    Oba, “Ngeekenneenya.”

Marginal References

  • +Zb 40:8
  • +Zb 1:2

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 12

    5/1/2002, lup. 7-8

    4/1/2001, lup. 14-15

    10/1/2000, lup. 24

    11/1/1999, lup. 21-22

Zabbuli 119:98

Marginal References

  • +Zb 19:7; Nge 2:6; 10:8

Zabbuli 119:99

Footnotes

  • *

    Oba, “nneekenneenya.”

Marginal References

  • +Mat 11:25; Luk 2:46, 47

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2000, lup. 24

Zabbuli 119:101

Marginal References

  • +Zb 18:23; 119:59

Zabbuli 119:103

Marginal References

  • +Zb 19:7, 10; Nge 24:13, 14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 20

Zabbuli 119:104

Marginal References

  • +Zb 119:100
  • +Zb 97:10; 101:3; Nge 8:13; 13:5; Bar 12:9

Zabbuli 119:105

Marginal References

  • +Zb 43:3; Nge 6:23; Is 51:4; Bar 15:4; 2Ti 3:16, 17; 2Pe 1:19

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 1

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2018 lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2007, lup. 18-22

    10/1/2006, lup. 30

    5/1/2005, lup. 10

    10/1/2002, lup. 10

    3/1/2002, lup. 26-27

Zabbuli 119:107

Marginal References

  • +Zb 34:19
  • +Zb 119:88; 143:11

Zabbuli 119:108

Footnotes

  • *

    Obut., “ebiweebwayo ebya kyeyagalire eby’akamwa kange.”

Marginal References

  • +Zb 50:23; Kos 14:2; Beb 13:15
  • +Ma 33:10; Is 48:17

Zabbuli 119:109

Marginal References

  • +Zb 119:61

Zabbuli 119:110

Marginal References

  • +Zb 119:87

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 10

Zabbuli 119:111

Marginal References

  • +Zb 19:8; 119:129; Yer 15:16

Zabbuli 119:113

Footnotes

  • *

    Oba, “abantu abalina omutima ogweyawuddemu.”

Marginal References

  • +1Sk 18:21; Kub 3:16
  • +Zb 40:8; 119:97

Zabbuli 119:114

Footnotes

  • *

    Oba, “nnindirira ekigambo kyo.”

Marginal References

  • +Zb 32:7; 91:2
  • +Zb 130:5

Zabbuli 119:115

Marginal References

  • +Zb 26:5

Zabbuli 119:116

Footnotes

  • *

    Oba, “ng’ekigambo kyo bwe kiri.”

Marginal References

  • +Is 41:10
  • +Zb 25:2; Bar 10:11

Zabbuli 119:117

Marginal References

  • +Is 41:13
  • +Yos 1:8; Zb 119:48

Zabbuli 119:118

Marginal References

  • +1By 28:9; Zb 95:10

Zabbuli 119:119

Marginal References

  • +Nge 2:22; 25:4, 5; Ezk 22:18

Zabbuli 119:120

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 11

Zabbuli 119:123

Footnotes

  • *

    Oba, “N’ekigambo kyo eky’obutuukirivu.”

Marginal References

  • +Zb 69:3; 143:7
  • +Zb 119:81

Zabbuli 119:124

Marginal References

  • +Zb 69:16
  • +Zb 143:10

Zabbuli 119:125

Marginal References

  • +Zb 119:34; 2Ti 2:7; Yak 1:5

Zabbuli 119:126

Marginal References

  • +Zb 9:19; Yer 18:23

Zabbuli 119:127

Footnotes

  • *

    Oba, “alongooseddwa.”

Marginal References

  • +Zb 19:9, 10; 119:72; Nge 3:13, 14

Zabbuli 119:128

Marginal References

  • +Zb 19:8
  • +Zb 119:104

Zabbuli 119:130

Marginal References

  • +Zb 119:105; Nge 6:23; 2Ko 4:6; 2Pe 1:19
  • +Zb 19:7; Nge 1:1, 4; 2Ti 3:15

Zabbuli 119:131

Marginal References

  • +Zb 42:1; 1Pe 2:2

Zabbuli 119:132

Marginal References

  • +1Sa 1:10, 11; 2Sa 16:11, 12; Is 38:9, 20
  • +Beb 6:10

Zabbuli 119:133

Marginal References

  • +Zb 19:13; Bar 6:12

Zabbuli 119:135

Marginal References

  • +Kbl 6:25; Zb 4:6

Zabbuli 119:136

Marginal References

  • +Ezk 9:4; 2Pe 2:7, 8

Zabbuli 119:137

Marginal References

  • +Ma 32:4
  • +Kub 16:5, 7

Zabbuli 119:139

Marginal References

  • +2Sk 10:16; Zb 69:9; Yok 2:17

Zabbuli 119:140

Marginal References

  • +Zb 12:6; 119:160
  • +Zb 119:97

Zabbuli 119:141

Marginal References

  • +Zb 22:6, 7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 12

Zabbuli 119:142

Marginal References

  • +Zb 36:6
  • +Kuv 34:6; Zb 119:160; Yok 17:17

Zabbuli 119:144

Marginal References

  • +Zb 119:34

Zabbuli 119:147

Footnotes

  • *

    Oba, “nga busaasaana.”

  • *

    Oba, “nnindirira ebigambo byo.”

Marginal References

  • +Zb 5:3; 88:13; Mak 1:35

Zabbuli 119:148

Footnotes

  • *

    Oba, “okwekenneenya.”

Marginal References

  • +Zb 63:6; Luk 6:12

Zabbuli 119:149

Marginal References

  • +Zb 51:1; Is 63:7

Zabbuli 119:150

Footnotes

  • *

    Oba, “ebikolwa eby’obugwenyufu.”

Zabbuli 119:151

Marginal References

  • +Ma 4:7; Zb 46:1; 145:18
  • +Zb 19:9; Yok 17:17

Zabbuli 119:152

Marginal References

  • +Zb 119:144; Mub 3:14

Zabbuli 119:153

Marginal References

  • +Zb 9:13

Zabbuli 119:154

Footnotes

  • *

    Oba, “ng’ekigambo kyo bwe kiri.”

Marginal References

  • +1Sa 24:15; Zb 43:1

Zabbuli 119:155

Marginal References

  • +2Sk 17:15, 18; Zb 73:27; Nge 15:29

Zabbuli 119:156

Marginal References

  • +1By 21:13; Zb 86:15; Is 55:7; 2Ko 1:3; Yak 5:11

Zabbuli 119:157

Marginal References

  • +Zb 25:19

Zabbuli 119:158

Marginal References

  • +Zb 139:21

Zabbuli 119:159

Marginal References

  • +Zb 119:40, 88; Kuk 3:22

Zabbuli 119:160

Marginal References

  • +2Sa 7:28; Zb 12:6; Yok 17:17

Zabbuli 119:161

Marginal References

  • +Zb 119:23
  • +2Sk 22:19

Zabbuli 119:162

Marginal References

  • +Yer 15:16

Zabbuli 119:163

Marginal References

  • +Zb 101:7; 119:29, 104
  • +Zb 1:2

Zabbuli 119:164

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 30

Zabbuli 119:165

Marginal References

  • +Zb 1:2, 3; Nge 3:1, 2; Is 32:17; 48:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2013, lup. 4-5

    5/1/2005, lup. 12-13

Zabbuli 119:167

Marginal References

  • +Zb 1:2; 40:8; Bar 7:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2000, lup. 24-29

Zabbuli 119:168

Marginal References

  • +Zb 139:3; Nge 5:21; 15:11; Beb 4:13

Zabbuli 119:169

Marginal References

  • +Zb 18:6
  • +1By 22:12; Nge 2:3, 5

Zabbuli 119:170

Footnotes

  • *

    Oba, “ng’ekigambo kyo bwe kiri.”

Zabbuli 119:171

Marginal References

  • +Zb 63:5; 71:17; 145:7

Zabbuli 119:172

Marginal References

  • +Zb 40:9

Zabbuli 119:173

Marginal References

  • +Zb 60:5
  • +Ma 30:19; Yos 24:15, 22

Zabbuli 119:174

Marginal References

  • +Zb 1:2

Zabbuli 119:175

Marginal References

  • +Zb 9:13, 14; Is 38:19

Zabbuli 119:176

Marginal References

  • +Zb 95:7; Luk 15:4; 1Pe 2:25
  • +Mub 12:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 13

General

Zab. 119:12Sk 20:3; Yak 1:25
Zab. 119:2Zb 19:7
Zab. 119:22By 31:20, 21
Zab. 119:3Is 38:3
Zab. 119:4Ma 5:33; Yer 7:23; Yak 2:10
Zab. 119:5Zb 51:10
Zab. 119:6Zb 119:80
Zab. 119:9Nge 6:20, 22
Zab. 119:10Zb 25:5
Zab. 119:11Zb 112:1
Zab. 119:11Zb 19:13; 37:31
Zab. 119:14Yer 15:16
Zab. 119:14Zb 19:8, 10; 119:72
Zab. 119:15Zb 119:93, 100
Zab. 119:15Zb 25:10
Zab. 119:16Yak 1:23-25
Zab. 119:17Is 38:20
Zab. 119:191By 29:15
Zab. 119:21Ma 28:15
Zab. 119:24Zb 119:14, 168
Zab. 119:24Ma 17:18-20; Zb 119:105; 2Ti 3:16, 17
Zab. 119:25Zb 22:15
Zab. 119:25Zb 119:154; 143:11
Zab. 119:26Zb 86:11
Zab. 119:27Zb 145:5
Zab. 119:29Zb 141:4; Nge 30:8
Zab. 119:30Yos 24:15
Zab. 119:31Zb 19:7
Zab. 119:31Zb 25:20; 119:80
Zab. 119:33Is 48:17; Yok 6:45; Yak 1:5
Zab. 119:33Zb 119:112
Zab. 119:35Zb 23:3
Zab. 119:36Luk 12:15; 1Ti 6:10; Beb 13:5
Zab. 119:37Kbl 15:39; Nge 4:25; 23:4, 5
Zab. 119:39Zb 19:9; 119:75
Zab. 119:41Zb 51:1; 90:14
Zab. 119:41Zb 119:76
Zab. 119:44Zb 119:33
Zab. 119:45Zb 118:5
Zab. 119:46Bar 1:16
Zab. 119:47Yob 23:12; Zb 119:174; Bar 7:22
Zab. 119:48Zb 119:127
Zab. 119:48Zb 119:23, 71
Zab. 119:50Zb 94:19; Bar 15:4
Zab. 119:51Zb 119:157
Zab. 119:52Kbl 16:5; Ma 1:35, 36; 4:3
Zab. 119:52Bar 15:4
Zab. 119:53Zb 119:158; 139:21; Nge 28:4
Zab. 119:55Zb 63:6; Is 26:9
Zab. 119:57Zb 16:5
Zab. 119:57Kuv 19:8
Zab. 119:58Zb 51:17
Zab. 119:58Zb 57:1
Zab. 119:59Zb 119:101; Bef 5:15
Zab. 119:602By 29:1, 3
Zab. 119:611Sa 26:8, 9; 2By 29:1, 2
Zab. 119:62Zb 42:8
Zab. 119:63Nge 13:20
Zab. 119:64Zb 33:5; 104:13
Zab. 119:661Sk 3:9; Zb 94:10; Dan 2:21; Baf 1:9
Zab. 119:67Zb 119:11
Zab. 119:68Zb 86:5; Mak 10:18
Zab. 119:68Is 48:17
Zab. 119:70Is 6:10
Zab. 119:70Zb 40:8; Bar 7:22
Zab. 119:711Ko 11:32; Beb 12:9-11
Zab. 119:72Ma 17:18, 19
Zab. 119:72Zb 19:7, 10; Nge 3:13-15
Zab. 119:731By 22:12; Yob 32:8
Zab. 119:74Zb 119:147
Zab. 119:75Zb 119:160
Zab. 119:75Ma 32:4; Beb 12:11
Zab. 119:76Kuv 34:6; Zb 86:5
Zab. 119:77Zb 51:1; 103:13; 119:116; Dan 9:18; Luk 1:50
Zab. 119:77Bar 7:22
Zab. 119:78Zb 119:45
Zab. 119:801Sk 8:58
Zab. 119:80Zb 119:5, 6; 1Yo 2:28
Zab. 119:81Mi 7:7
Zab. 119:82Zb 69:3
Zab. 119:82Zb 86:17; 102:2
Zab. 119:83Zb 119:61, 176
Zab. 119:84Zb 7:6; Kub 6:9, 10
Zab. 119:86Zb 142:6
Zab. 119:89Zb 89:2; 119:152
Zab. 119:90Ma 7:9
Zab. 119:90Zb 104:5; Mub 1:4
Zab. 119:92Nge 6:23; Mat 4:4
Zab. 119:93Lev 18:5; Ma 30:16; Yok 6:63; Bar 10:5
Zab. 119:94Zb 86:2; Is 41:10
Zab. 119:94Zb 119:15
Zab. 119:97Zb 40:8
Zab. 119:97Zb 1:2
Zab. 119:98Zb 19:7; Nge 2:6; 10:8
Zab. 119:99Mat 11:25; Luk 2:46, 47
Zab. 119:101Zb 18:23; 119:59
Zab. 119:103Zb 19:7, 10; Nge 24:13, 14
Zab. 119:104Zb 119:100
Zab. 119:104Zb 97:10; 101:3; Nge 8:13; 13:5; Bar 12:9
Zab. 119:105Zb 43:3; Nge 6:23; Is 51:4; Bar 15:4; 2Ti 3:16, 17; 2Pe 1:19
Zab. 119:107Zb 34:19
Zab. 119:107Zb 119:88; 143:11
Zab. 119:108Zb 50:23; Kos 14:2; Beb 13:15
Zab. 119:108Ma 33:10; Is 48:17
Zab. 119:109Zb 119:61
Zab. 119:110Zb 119:87
Zab. 119:111Zb 19:8; 119:129; Yer 15:16
Zab. 119:1131Sk 18:21; Kub 3:16
Zab. 119:113Zb 40:8; 119:97
Zab. 119:114Zb 32:7; 91:2
Zab. 119:114Zb 130:5
Zab. 119:115Zb 26:5
Zab. 119:116Is 41:10
Zab. 119:116Zb 25:2; Bar 10:11
Zab. 119:117Is 41:13
Zab. 119:117Yos 1:8; Zb 119:48
Zab. 119:1181By 28:9; Zb 95:10
Zab. 119:119Nge 2:22; 25:4, 5; Ezk 22:18
Zab. 119:123Zb 69:3; 143:7
Zab. 119:123Zb 119:81
Zab. 119:124Zb 69:16
Zab. 119:124Zb 143:10
Zab. 119:125Zb 119:34; 2Ti 2:7; Yak 1:5
Zab. 119:126Zb 9:19; Yer 18:23
Zab. 119:127Zb 19:9, 10; 119:72; Nge 3:13, 14
Zab. 119:128Zb 19:8
Zab. 119:128Zb 119:104
Zab. 119:130Zb 119:105; Nge 6:23; 2Ko 4:6; 2Pe 1:19
Zab. 119:130Zb 19:7; Nge 1:1, 4; 2Ti 3:15
Zab. 119:131Zb 42:1; 1Pe 2:2
Zab. 119:1321Sa 1:10, 11; 2Sa 16:11, 12; Is 38:9, 20
Zab. 119:132Beb 6:10
Zab. 119:133Zb 19:13; Bar 6:12
Zab. 119:135Kbl 6:25; Zb 4:6
Zab. 119:136Ezk 9:4; 2Pe 2:7, 8
Zab. 119:137Ma 32:4
Zab. 119:137Kub 16:5, 7
Zab. 119:1392Sk 10:16; Zb 69:9; Yok 2:17
Zab. 119:140Zb 12:6; 119:160
Zab. 119:140Zb 119:97
Zab. 119:141Zb 22:6, 7
Zab. 119:142Zb 36:6
Zab. 119:142Kuv 34:6; Zb 119:160; Yok 17:17
Zab. 119:144Zb 119:34
Zab. 119:147Zb 5:3; 88:13; Mak 1:35
Zab. 119:148Zb 63:6; Luk 6:12
Zab. 119:149Zb 51:1; Is 63:7
Zab. 119:151Ma 4:7; Zb 46:1; 145:18
Zab. 119:151Zb 19:9; Yok 17:17
Zab. 119:152Zb 119:144; Mub 3:14
Zab. 119:153Zb 9:13
Zab. 119:1541Sa 24:15; Zb 43:1
Zab. 119:1552Sk 17:15, 18; Zb 73:27; Nge 15:29
Zab. 119:1561By 21:13; Zb 86:15; Is 55:7; 2Ko 1:3; Yak 5:11
Zab. 119:157Zb 25:19
Zab. 119:158Zb 139:21
Zab. 119:159Zb 119:40, 88; Kuk 3:22
Zab. 119:1602Sa 7:28; Zb 12:6; Yok 17:17
Zab. 119:161Zb 119:23
Zab. 119:1612Sk 22:19
Zab. 119:162Yer 15:16
Zab. 119:163Zb 101:7; 119:29, 104
Zab. 119:163Zb 1:2
Zab. 119:165Zb 1:2, 3; Nge 3:1, 2; Is 32:17; 48:18
Zab. 119:167Zb 1:2; 40:8; Bar 7:22
Zab. 119:168Zb 139:3; Nge 5:21; 15:11; Beb 4:13
Zab. 119:169Zb 18:6
Zab. 119:1691By 22:12; Nge 2:3, 5
Zab. 119:171Zb 63:5; 71:17; 145:7
Zab. 119:172Zb 40:9
Zab. 119:173Zb 60:5
Zab. 119:173Ma 30:19; Yos 24:15, 22
Zab. 119:174Zb 1:2
Zab. 119:175Zb 9:13, 14; Is 38:19
Zab. 119:176Zb 95:7; Luk 15:4; 1Pe 2:25
Zab. 119:176Mub 12:13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
  • 41
  • 42
  • 43
  • 44
  • 45
  • 46
  • 47
  • 48
  • 49
  • 50
  • 51
  • 52
  • 53
  • 54
  • 55
  • 56
  • 57
  • 58
  • 59
  • 60
  • 61
  • 62
  • 63
  • 64
  • 65
  • 66
  • 67
  • 68
  • 69
  • 70
  • 71
  • 72
  • 73
  • 74
  • 75
  • 76
  • 77
  • 78
  • 79
  • 80
  • 81
  • 82
  • 83
  • 84
  • 85
  • 86
  • 87
  • 88
  • 89
  • 90
  • 91
  • 92
  • 93
  • 94
  • 95
  • 96
  • 97
  • 98
  • 99
  • 100
  • 101
  • 102
  • 103
  • 104
  • 105
  • 106
  • 107
  • 108
  • 109
  • 110
  • 111
  • 112
  • 113
  • 114
  • 115
  • 116
  • 117
  • 118
  • 119
  • 120
  • 121
  • 122
  • 123
  • 124
  • 125
  • 126
  • 127
  • 128
  • 129
  • 130
  • 131
  • 132
  • 133
  • 134
  • 135
  • 136
  • 137
  • 138
  • 139
  • 140
  • 141
  • 142
  • 143
  • 144
  • 145
  • 146
  • 147
  • 148
  • 149
  • 150
  • 151
  • 152
  • 153
  • 154
  • 155
  • 156
  • 157
  • 158
  • 159
  • 160
  • 161
  • 162
  • 163
  • 164
  • 165
  • 166
  • 167
  • 168
  • 169
  • 170
  • 171
  • 172
  • 173
  • 174
  • 175
  • 176
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 119:1-176

Zabbuli

א [Alefu]

119 Balina essanyu abo abataliiko kya kunenyezebwa* mu bulamu bwabwe,

Abatambulira mu mateeka ga Yakuwa.+

2 Balina essanyu abo abakolera ku ebyo by’atujjukiza,+

Abo abamunoonya n’omutima gwabwe gwonna.+

3 Tebakola bitali bya butuukirivu;

Batambulira mu makubo ge.+

4 Walagira nti

Ebiragiro byo birina okugobererwa n’obwegendereza.+

5 Singa nno nsigala nga ndi munywevu*+

Nsobole okukwata amateeka go!

6 Awo mba sijja kuswala+

Nga ndowoozezza ku biragiro byo byonna.

 7 Nja kukutendereza n’omutima omugolokofu

Bwe nnaategeera ennamula yo ey’obutuukirivu.

8 Nja kukwata amateeka go.

Tonjabuliranga.

ב [Besu]

9 Omuvubuka ayinza atya okukuuma ekkubo lye nga ddongoofu?

Ng’agondera ekigambo kyo.+

10 Nkunoonya n’omutima gwange gwonna.

Tondeka kuwaba kuva ku biragiro byo.+

11 Bye wayogera mbitereka mu mutima gwange+

Nneme okwonoona mu maaso go.+

12 Otenderezebwe, Ai Yakuwa;

Njigiriza amateeka go.

13 Nnangirira n’akamwa kange

Ebiragiro byonna bye wayogera.

14 By’otujjukiza mbisanyukira+

Okusinga ebintu ebirala byonna eby’omuwendo.+

15 Nja kufumiitiriza ku* biragiro byo,+

Era amaaso gange sijja kugaggya ku makubo go.+

16 Njagala nnyo amateeka go.

Sijja kwerabira kigambo kyo.+

ג [Gimeri]

17 Laga omuweereza wo ekisa,

Nsobole okusigala nga ndi mulamu nkwate ekigambo kyo.+

18 Zibula amaaso gange nsobole okulaba obulungi

Ebintu eby’ekitalo ebiri mu mateeka go.

19 Ndi mugwira mu nsi.+

Tonkweka biragiro byo.

20 Nzenna mpeddewo olw’okuyaayanira

Ennamula yo buli kiseera.

21 Onenya abeetulinkiriza,

Abo abaakolimirwa abawaba ne bava ku biragiro byo.+

22 Nzigyaako okunyoomebwa awamu n’okuyisibwamu amaaso,

Kubanga nkoledde ku ebyo by’otujjukiza.

23 Abakungu ne bwe batuula awamu ne banjogerako ebibi,

Omuweereza wo afumiitiriza ku mateeka go.*

24 Njagala nnyo by’otujjukiza;+

Bye bimpabula.+

ד [Dalesi]

25 Nneeyaze mu nfuufu.+

Nkuuma nga ndi mulamu nga bwe wasuubiza.+

26 Nnakutegeeza amakubo gange, n’onnyanukula;

Njigiriza amateeka go.+

27 Nnyamba ntegeere amakulu g’ebiragiro byo,*

Nsobole okufumiitiriza ku* bintu eby’ekitalo bye wakola.+

28 Mbadde seebaka olw’ennaku.

Nzizaamu amaanyi nga bwe wagamba.

29 Nnyamba nneme kutambulira mu bulimba,+

Ndaga ekisa onjigirize amateeka go.

30 Mmaliridde okuba omwesigwa.+

Nkiraba nti ennamula yo eba ntuufu.

31 Nnywerera ku ebyo by’otujjukiza.+

Ai Yakuwa, tondeka kuswala.+

32 Nja kugondera ebiragiro byo,

Kubanga obiwa ekifo mu mutima gwange.

ה [Ke]

33 Ai Yakuwa, njigiriza+ okutambulira mu mateeka go,

Nja kugagoberera okutuukira ddala ku nkomerero.+

34 Mpa okutegeera,

Nsobole okugondera amateeka go,

Era ngakwate n’omutima gwange gwonna.

35 Nnuŋŋamya ntambulire mu kkubo ly’ebiragiro byo+

Kubanga mu byo mwe nsanyukira.

36 Omutima gwange gwagazise ebyo by’otujjukiza,

Mu kifo ky’okwagala okwefunira amagoba.+

37 Wunjula amaaso gange galeme kutunuulira bitagasa;+

Nkuumira mu kkubo lyo nga ndi mulamu.

38 Tuukiriza kye wasuubiza* omuweereza wo,

Osobole okutiibwa.

39 Ggyawo obuswavu obunneeraliikiriza ennyo,

Kubanga ennamula yo nnungi.+

40 Laba nga bwe njaayaanira ebiragiro byo.

Nkuuma nga ndi mulamu mu butuukirivu bwo.

ו [Wawu]

41 Ndaga okwagala kwo okutajjulukuka, Ai Yakuwa,+

Ndaga obulokozi nga bwe wasuubiza,*+

42 Ndyoke nnyanukule oyo anvuma,

Kubanga ntadde obwesige bwange mu kigambo kyo.

43 Toggya kigambo kya mazima mu kamwa kange,

Kubanga essuubi lyange nditadde mu* nnamula yo.

44 Nja kukwatanga amateeka go buli kiseera,

Emirembe n’emirembe.+

45 Nja kutambulira mu kifo omutali kabi,*+

Kubanga nnoonya ebiragiro byo.

46 Nja kwogeranga ku by’otujjukiza mu maaso ga bakabaka,

Era sijja kukwatibwa nsonyi.+

47 Nsanyukira ebiragiro byo,

Mazima mbyagala nnyo.+

48 Nja kusaba nga mpanise emikono gyange, olw’okuba njagala nnyo ebiragiro byo,+

Era nja kufumiitiriza ku* mateeka go.+

ז [Zayini]

49 Jjukira ekigambo kye wagamba* omuweereza wo,

Ky’oyitiramu okumpa essuubi.

50 Ekyo kye kimbudaabuda mu kubonaabona kwange,+

Kubanga ekigambo kyo kinkuumye nga ndi mulamu.

51 Abeetulinkiriza bannyooma nnyo,

Naye siva ku mateeka go.+

52 Nzijukira ennamula yo ey’edda,+ Ai Yakuwa,

Era mbudaabudibwa olw’ennamula eyo.+

53 Ababi abava ku mateeka go,

Bannyiiza nnyo.+

54 Amateeka go ge nnyimba

Buli we mbeera.*

55 Nzijukira erinnya lyo ekiro, Ai Yakuwa,+

Nsobole okukwata amateeka go.

56 Bwe ntyo bwe nkola bulijjo

Kubanga nkwata ebiragiro byo.

ח [Kesu]

57 Yakuwa gwe mugabo gwange;+

Nneeyamye okugondera ebigambo byo.+

58 Nkwegayirira* n’omutima gwange gwonna;+

Ndaga ekisa+ nga bwe wasuubiza.*

59 Nneekenneenyezza amakubo gange,

Nsobole okuddamu okugoberera by’otujjukiza.+

60 Nnyanguwa, era sironzalonza

Kukwata biragiro byo.+

61 Emiguwa gy’ababi ginneezingirira,

Naye seerabira mateeka go.+

62 Ekiro mu ttumbi nzuukuka okukwebaza+

Olw’ennamula yo ey’obutuukirivu.

63 Ndi mukwano gw’abo bonna abakutya,

N’abo abakwata ebiragiro byo.+

64 Ai Yakuwa, okwagala kwo okutajjulukuka kujjudde mu nsi.+

Njigiriza amateeka go.

ט [Tesu]

65 Omuweereza wo omukoledde ebirungi

Nga bwe wagamba, Ai Yakuwa.

66 Njigiriza mbe n’amagezi n’okumanya,+

Kubanga ntadde obwesige bwange mu biragiro byo.

67 Nga sinnatandika kubonaabona nnawabanga,*

Naye kaakano ŋŋondera ekigambo kyo.+

68 Oli mulungi,+ ne by’okola birungi.

Njigiriza amateeka go.+

69 Abeetulinkiriza banjogerako eby’obulimba bingi,

Naye nkwata ebiragiro byo n’omutima gwange gwonna.

70 Omutima gwabwe gwaguba,+

Naye nze njagala nnyo amateeka go.+

71 Kirungi okuba nti mbonyeebonye+

Ne nsobola okutegeera amateeka go.

72 Amateeka ge walangirira malungi,+

Gansingira enkumi n’enkumi za sekeri za zzaabu ne ffeeza.+

י [Yodi]

73 Emikono gyo gye gyankola era gye gyammumba.

Mpa okutegeera,

Nsobole okuyiga ebiragiro byo.+

74 Abo abakutya bandaba ne basanyuka,

Kubanga ekigambo kyo lye ssuubi lyange.*+

75 Ai Yakuwa, nkimanyi nti ennamula yo ya butuukirivu,+

Era nti onkangavudde olw’okuba oli mwesigwa.+

76 Okwagala kwo okutajjulukuka+ ka kumbudeebude

Nga bwe wasuubiza* omuweereza wo.

77 Nsaasira nsobole okusigala nga ndi mulamu,+

Kubanga njagala nnyo amateeka go.+

78 Abeetulinkiriza ka baswale,

Kubanga bankola ebintu ebibi awatali nsonga.

Naye nze njanga kufumiitiriza ku* biragiro byo.+

79 Abakutya ka bakomewo gye ndi,

Abo abamanyi by’otujjukiza.

80 Omutima gwange ka guleme kubaako kya kunenyezebwa mu kukwata amateeka go,+

Nneme kuswala.+

כ [Kafu]

81 Njagala nnyo obulokozi obuva gy’oli,+

Kubanga ekigambo kyo lye ssuubi lyange.*

82 Amaaso gange gakooye nga nnindirira ekigambo kyo;+

Nneebuuza nti: “Onoombudaabuda ddi?”+

83 Nninga ensawo ey’eddiba ekalidde mu mukka,

Naye seerabira mateeka go.+

84 Omuweereza wo anaalindirira kutuusa ddi?

Abo abanjigganya onoobasalira ddi omusango?+

85 Abeetulinkiriza bansimira obunnya,

Abo abatakwata mateeka go.

86 Ebiragiro byo byonna byesigika.

Abantu banjigganya awatali nsonga; nnyamba!+

87 Kaabula kata bansaanyeewo ku nsi,

Naye saava ku biragiro byo.

88 Nkuuma nga ndi mulamu olw’okuba olina okwagala okutajjulukuka,

Nsobole okukolera ku ebyo by’otujjukiza bye wayogera.

ל [Lamedi]

89 Ai Yakuwa, ekigambo kyo kijja kunywerera mu ggulu+

Emirembe n’emirembe.

90 Obwesigwa bwo bubaawo emirembe gyonna.+

Wanyweza ensi esobole okubeerangawo.+

91 Byonna* weebiri n’okutuusa leero, olw’ebiragiro byo,

Kubanga byonna bikuweereza.

92 Singa nnali saagala nnyo mateeka go,

Nnandibadde nnafiira mu kubonaabona kwange.+

93 Siryerabira biragiro byo,

Kubanga okuyitira mu byo, onkuumye nga ndi mulamu.+

94 Nze ndi wuwo; ndokola,+

Kubanga nnoonyezza ebiragiro byo.+

95 Ababi bannindiridde okunsaanyaawo,

Naye nze nzisaayo omwoyo ku ebyo by’otujjukiza.

96 Nkirabye nti ebintu byonna ebituukiridde biriko ekkomo,

Naye ebiragiro byo tebiriiko kkomo.*

מ [Memu]

97 Amateeka go nga ngaagala nnyo!+

Ngafumiitirizaako* okuzibya obudde.+

98 Ebiragiro byo bingeziwaza okusinga abalabe bange,+

Kubanga biri wamu nange emirembe n’emirembe.

99 Ntegeera okusinga abayigiriza bange bonna,+

Kubanga nfumiitiriza ku* ebyo by’otujjukiza.

100 Nneeyisa mu ngeri ey’amagezi okusinga abasajja abakadde,

Kubanga nkwata ebiragiro byo.

101 Sikkiriza kutambulira mu kkubo lyonna ebbi,+

Nsobole okukolera ku kigambo kyo.

102 Siva ku nnamula yo,

Kubanga onjigirizza.

103 Akamwa kange nga kawoomerwa nnyo ebigambo byo,

N’okusinga bwe kawoomerwa omubisi gw’enjuki!+

104 Olw’ebiragiro byo, nneeyisa mu ngeri ey’amagezi.+

Eyo ye nsonga lwaki nkyawa amakubo gonna ag’obulimba.+

נ [Nuni]

105 Ekigambo kyo ye ttaala emulisiza ebigere byange,

Kye kitangaala ekimulisa ekkubo lyange.+

106 Ndayidde ekirayiro, era nja kukituukiriza,

Okukoleranga ku nnamula yo ey’obutuukirivu.

107 Mbonyeebonye nnyo.+

Nkuuma nga ndi mulamu nga bwe wagamba, Ai Yakuwa.+

108 Ai Yakuwa, siima ebiweebwayo eby’okutendereza bye mpaayo kyeyagalire,*+

Era njigiriza ennamula yo.+

109 Obulamu bwange buba mu kabi buli kiseera,

Naye seerabidde mateeka go.+

110 Ababi banteze omutego

Naye siwabye kuva ku biragiro byo.+

111 By’otujjukiza mbitwala okuba obusika bwange obw’olubeerera,

Kubanga bye bisanyusa omutima gwange.+

112 Mmaliridde okukwata amateeka go

Okutuukira ddala ku lisembayo, ekiseera kyonna.

ס [Sameki]

113 Nkyawa abo abatakola bintu na mutima gwabwe gwonna,*+

Naye njagala amateeka go.+

114 Ggwe gwe nneewogomamu era ggwe ngabo yange,+

Kubanga ekigambo kyo lye ssuubi lyange.*+

115 Temujja we ndi mmwe abantu ababi,+

Nsobole okukwata ebiragiro bya Katonda wange.

116 Mpanirira nga bwe wasuubiza,*+

Nsobole okusigala nga ndi mulamu;

Essuubi lyange tolireka kunviirako kuswala.+

117 Mpanirira nsobole okulokolebwa;+

Olwo ndyoke nzisenga ebirowoozo byange byonna ku mateeka go.+

118 Weesamba abo bonna abava ku mateeka go,+

Kubanga balimba era bakuusa.

119 Ababi bonna abali mu nsi obasuula eri ng’asuula amasengere agatalina mugaso.+

Kyenva njagala by’otujjukiza.

120 Omubiri gwange gukankana olw’okukutya;

Ntya ennamula yo.

ע [Ayini]

121 Nkoze eby’obwenkanya era eby’obutuukirivu.

Tondeka kugwa mu mikono gy’abo abambonyaabonya.

122 Kakasa nti omuweereza wo aba bulungi.

Abeetulinkiriza ka baleme kumbonyaabonya.

123 Amaaso gange gakooye nga galindirira obulokozi bwo+

Ne bye wasuubiza eby’obutuukirivu.*+

124 Omuweereza wo mulage okwagala okutajjulukuka,+

Era njigiriza amateeka go.+

125 Ndi muweereza wo; mpa okutegeera,+

Nsobole okumanya by’otujjukiza.

126 Ekiseera kituuse obeeko ky’okolawo,+ Ai Yakuwa,

Kubanga bamenye amateeka go.

127 Mazima ddala njagala ebiragiro byo

Okusinga zzaabu, okusinga zzaabu omulungi.*+

128 N’olwekyo buli kiragiro ekiva gy’oli nkitwala nti kituufu;+

Nkyawa amakubo gonna amakyamu.+

פ [Pe]

129 By’otujjukiza birungi nnyo.

Kyenva mbikolerako.

130 Ebigambo byo bwe bibikkulwa biwa ekitangaala,+

Biwa amagezi abo abatalina bumanyirivu.+

131 Njasamya akamwa kange ne mpejjawejja,

Olw’okuyaayaanira ebiragiro byo.+

132 Kyuka gye ndi ondage ekisa,+

Nga bw’okola eri abo abaagala erinnya lyo.+

133 Luŋŋamya ebigere byange ng’okozesa ekigambo kyo;

Ka waleme kubaawo kintu kibi kyonna kinfuga.+

134 Nnunula mu mukono gw’abo abambonyaabonya,

Nkwate ebiragiro byo.

135 Laga omuweereza wo ekisa,+

Era onjigirize amateeka go.

136 Amaaso gange gakulukusa amaziga

Olw’okuba abantu tebakwata mateeka go.+

צ [Sade]

137 Oli mutuukirivu, Ai Yakuwa,+

Era by’osalawo bya bwenkanya.+

138 By’otujjukiza bya butuukirivu,

Era byesigikira ddala.

139 Okwagala okungi kwe nnina gy’oli kummalawo,+

Kubanga abalabe bange beerabidde ebigambo byo.

140 Ebigambo byo birongoofu nnyo,+

Era omuweereza wo abyagala.+

141 Sirina bwe ndi era nnyoomebwa;+

Kyokka seerabidde biragiro byo.

142 Obutuukirivu bwo bwa mirembe na mirembe,+

Era amateeka go ge mazima.+

143 Ne bwe mba mu nnaku oba mu buzibu,

Nsigala njagala nnyo ebiragiro byo.

144 Obutuukirivu bw’ebyo by’otujjukiza bwa mirembe na mirembe.

Mpa okutegeera,+ nsobole okusigala nga ndi mulamu.

ק [Kofu]

145 Nkukoowoola n’omutima gwange gwonna. Nnyanukula, Ai Yakuwa.

Nja kukwata amateeka go.

146 Nkukoowoola; ndokola!

Nja kukolera ku by’otujjukiza.

147 Nzuukuka nga tebunnakya* ne nkukoowoola onnyambe,+

Kubanga ebigambo byo lye ssuubi lyange.*

148 Amaaso gange gazibula ng’ebisisimuka by’ekiro tebinnatandika,

Nsobole okufumiitiriza ku* kigambo kyo.+

149 Wuliriza eddoboozi lyange olw’okuba olina okwagala okutajjulukuka.+

Ai Yakuwa, nkuuma nga ndi mulamu ng’obwenkanya bwo bwe buli.

150 Abo abakola ebikolwa ebikwasa ensonyi* basembera;

Beesambye amateeka go.

151 Ondi kumpi, Ai Yakuwa,+

Era ebiragiro byo byonna ge mazima.+

152 Ebyo by’otujjukiza nnabitegeera dda nnyo,

Era ne mmanya nti wabiteekawo bibe bya mirembe na mirembe.+

ר [Lesu]

153 Tunuulira okubonaabona kwange onnunule,+

Kubanga seerabidde mateeka go.

154 Mpolereza era nnunula;+

Nkuuma nga ndi mulamu nga bwe wasuubiza.*

155 Obulokozi buli wala nnyo n’ababi,

Kubanga tebanoonyezza mateeka go.+

156 Okusaasira kwo kungi, Ai Yakuwa.+

Nkuuma nga ndi mulamu ng’obwenkanya bwo bwe buli.

157 Abo abanjigganya n’abalabe bange bangi,+

Kyokka sivudde ku ebyo by’otujjukiza.

158 Ab’enkwe mbatunuuliza bukyayi,

Kubanga tebakolera ku kigambo kyo.+

159 Laba nga bwe njagala ebiragiro byo!

Ai Yakuwa, nkuuma nga ndi mulamu olw’okuba olina okwagala okutajjulukuka.+

160 Amazima gwe mulamwa gw’ekigambo kyo,+

Era ennamula yo ey’obutuukirivu ya mirembe na mirembe.

ש [Sini] oba [Shini]

161 Abakungu banjigganya awatali nsonga,+

Naye ebigambo byo mbissaamu ekitiibwa.+

162 Nsanyukira nnyo by’oyogera+

Ng’omuntu afuna eby’obugagga.

163 Nkyawa obulimba—sibwagalira ddala+—

Njagala amateeka go.+

164 Nkutendereza emirundi musanvu buli lunaku

Olw’ennamula yo ey’obutuukirivu.

165 Abo abaagala amateeka go baba n’emirembe mingi;+

Tewali kiyinza kubeesittaza.

166 Essuubi lyange liri mu bikolwa byo eby’obulokozi, Ai Yakuwa,

Era nkwata ebiragiro byo.

167 Nkolera ku ebyo by’otujjukiza,

Era mbyagala nnyo.+

168 Nkolera ku biragiro byo ne ku ebyo by’otujjukiza,

Olw’okuba omanyi byonna bye nkola.+

ת [Tawu]

169 Okuwanjaga kwange ka kutuuke gy’oli, Ai Yakuwa.+

Mpa okutegeera,+ okuyitira mu kigambo kyo.

170 Okwegayirira kwange ka kujje mu maaso go.

Ndokola nga bwe wasuubiza.*

171 Emimwa gyange ka gikutenderezenga bulijjo,+

Kubanga onjigiriza amateeka go.

172 Olulimi lwange ka luyimbe ku kigambo kyo,+

Kubanga ebiragiro byo byonna bya butuukirivu.

173 Omukono gwo ka gube mwetegefu okunnyamba,+

Kubanga nsalawo okugondera ebiragiro byo.+

174 Njaayaanira obulokozi bwo, Ai Yakuwa,

Era njagala nnyo amateeka go.+

175 Nkuuma nga ndi mulamu nsobole okukutendereza;+

Ennamula yo k’ennyambe.

176 Mpabye, nninga endiga eyabula.+ Noonya omuweereza wo,

Kubanga seerabidde biragiro byo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share