LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Peetero 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Wajja kubaawo abayigiriza ab’obulimba (1-3)

      • Abayigiriza ab’obulimba ba kusalirwa omusango (4-10a)

        • Bamalayika basuulibwa mu Tatalo (4)

        • Amataba; Sodomu ne Ggomola (5-7)

      • Enneeyisa y’abayigiriza ab’obulimba (10b-22)

2 Peetero 2:1

Marginal References

  • +Mat 24:24; 1Ti 4:1
  • +1Ko 6:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 15-16

    9/1/2004, lup. 30

2 Peetero 2:2

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Mak 7:22.

Marginal References

  • +Yud 4
  • +Is 52:5

2 Peetero 2:3

Marginal References

  • +Yud 4
  • +2Pe 3:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 15-16

    9/1/2004, lup. 29-30

2 Peetero 2:4

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “mu bunnya obw’ekizikiza.”

Marginal References

  • +Lub 6:4; Bef 6:12
  • +1Pe 3:19, 20
  • +Yud 6

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2035-2036

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2008, lup. 22

    4/1/1990, lup. 7

2 Peetero 2:5

Marginal References

  • +Lub 7:23
  • +Lub 6:9; Beb 11:7
  • +Lub 8:18
  • +2Pe 3:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2021, lup. 26-27

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 19

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2017, lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2016, lup. 27-28

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2013, lup. 14

    7/1/2008, lup. 6

    1/1/2004, lup. 13

    1/1/1999, lup. 6

    10/1/1995, lup. 16

    5/1/1993, lup. 24

    4/1/1990, lup. 4, 6

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 20

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 89-90

2 Peetero 2:6

Marginal References

  • +Lub 19:24, 25
  • +Yud 7

Indexes

  • Research Guide

    5/1/1990, lup. 9-14

2 Peetero 2:7

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Lub 19:15, 16

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2014

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1990, lup. 9-14

2 Peetero 2:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1990, lup. 9-14

2 Peetero 2:9

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Zb 34:19; 1Ko 10:13; 2Ti 4:18; Kub 3:10
  • +Bar 2:5; 2Pe 3:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2012, lup. 22-26

    Omunaala gw’Omukuumi

2 Peetero 2:10

Marginal References

  • +Yud 7
  • +Kuv 22:28; Yud 8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2008, lup. 22

    7/1/2000, lup. 12

2 Peetero 2:11

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Yud 9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2009, lup. 23

    7/1/2000, lup. 12

2 Peetero 2:12

Marginal References

  • +Yud 10

2 Peetero 2:13

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, okulya, okunywa, n’ebinyumu.

Marginal References

  • +Bar 13:13
  • +Yud 12

2 Peetero 2:14

Footnotes

  • *

    Oba, “baatendeka emitima gyabwe okuba n’omululu.”

Marginal References

  • +Mat 5:28

2 Peetero 2:15

Marginal References

  • +Kbl 22:5, 6; Yud 11; Kub 2:14
  • +Kbl 22:7; Nek 13:2

2 Peetero 2:16

Marginal References

  • +Kbl 22:31, 34; 31:8
  • +Kbl 22:28

2 Peetero 2:17

Marginal References

  • +Yud 12, 13

2 Peetero 2:18

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Yud 16
  • +2Pe 2:14

2 Peetero 2:19

Footnotes

  • *

    Oba, “awangulwa ekintu aba muddu waakyo.”

Marginal References

  • +1Pe 2:16
  • +Bar 6:16

2 Peetero 2:20

Marginal References

  • +2Pe 1:4
  • +Beb 6:4-6; 10:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2006, lup. 17

    12/1/1992, lup. 17

2 Peetero 2:21

Marginal References

  • +Luk 12:47; Yok 15:22

2 Peetero 2:22

Marginal References

  • +Nge 26:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1989, lup. 8-9

General

2 Peet. 2:1Mat 24:24; 1Ti 4:1
2 Peet. 2:11Ko 6:20
2 Peet. 2:2Yud 4
2 Peet. 2:2Is 52:5
2 Peet. 2:3Yud 4
2 Peet. 2:32Pe 3:9
2 Peet. 2:4Lub 6:4; Bef 6:12
2 Peet. 2:41Pe 3:19, 20
2 Peet. 2:4Yud 6
2 Peet. 2:5Lub 7:23
2 Peet. 2:5Lub 6:9; Beb 11:7
2 Peet. 2:5Lub 8:18
2 Peet. 2:52Pe 3:6
2 Peet. 2:6Lub 19:24, 25
2 Peet. 2:6Yud 7
2 Peet. 2:7Lub 19:15, 16
2 Peet. 2:9Zb 34:19; 1Ko 10:13; 2Ti 4:18; Kub 3:10
2 Peet. 2:9Bar 2:5; 2Pe 3:7
2 Peet. 2:10Yud 7
2 Peet. 2:10Kuv 22:28; Yud 8
2 Peet. 2:11Yud 9
2 Peet. 2:12Yud 10
2 Peet. 2:13Bar 13:13
2 Peet. 2:13Yud 12
2 Peet. 2:14Mat 5:28
2 Peet. 2:15Kbl 22:5, 6; Yud 11; Kub 2:14
2 Peet. 2:15Kbl 22:7; Nek 13:2
2 Peet. 2:16Kbl 22:31, 34; 31:8
2 Peet. 2:16Kbl 22:28
2 Peet. 2:17Yud 12, 13
2 Peet. 2:18Yud 16
2 Peet. 2:182Pe 2:14
2 Peet. 2:191Pe 2:16
2 Peet. 2:19Bar 6:16
2 Peet. 2:202Pe 1:4
2 Peet. 2:20Beb 6:4-6; 10:26
2 Peet. 2:21Luk 12:47; Yok 15:22
2 Peet. 2:22Nge 26:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Peetero 2:1-22

2 Peetero

2 Kyokka era wajjawo bannabbi ab’obulimba mu bantu, ng’era bwe wajja okujjawo abayigiriza ab’obulimba mu mmwe.+ Era mu nkiso bajja kuleetera abantu okwekutulakutulamu obubiina obw’omutawaana era bajja kwegaana mukama waabwe eyabagula,+ beereeteko okuzikirira okw’amangu. 2 Ate era bangi bajja kugoberera ebikolwa byabwe eby’obugwagwa,*+ n’ekinaavaamu, ekkubo ery’amazima lijja kwogerwako bubi.+ 3 Era olw’omululu gwabwe, bajja kubafunamu bye baagala nga bakozesa ebigambo eby’obulimba. Naye, omusango ogwabasalirwa edda+ tegulirwa era okuzikirizibwa kwabwe tekulirema kujja.+

4 Katonda teyalema kubonereza bamalayika abaayonoona,+ naye yabasuula mu Tatalo,*+ n’abasiba enjegere mu kizikiza* ekikutte ennyo nga balindirira omusango ogwabasalirwa.+ 5 Era teyalema kubonereza nsi ey’edda,+ naye yawonya Nuuwa omubuulizi w’obutuukirivu+ n’abalala musanvu,+ bwe yaleeta amataba ku nsi ey’abantu abatatya Katonda.+ 6 Era yasalira ebibuga Sodomu ne Ggomola omusango n’abifuula vvu,+ n’alaga ekyo ekinaatuuka ku bantu abatatya Katonda.+ 7 Era yawonya Lutti omutuukirivu+ eyali anyolwa ennyo olw’ebikolwa eby’obugwagwa* eby’abantu abajeemu 8 (kubanga omusajja oyo omutuukirivu yalumwanga nnyo buli lunaku olw’ebikolwa eby’obujeemu bye yalabanga ne bye yawuliranga ng’abeera mu bantu abo). 9 Yakuwa* amanyi okununula abo abamwemalirako n’abaggya mu kugezesebwa,+ naye abatali batuukirivu ajja kubazikiriza ku lunaku olw’okusalirako omusango,+ 10 naddala abo abaagala okwonoona omubiri gw’abalala+ era abanyooma abo ababakulembera.+

Tebalina kye batya era bawaganyavu, tebatya kwogera bubi ku ba kitiibwa, 11 so nga bamalayika ababasinga obusobozi n’amaanyi, tebabavuma nga baliko kye babavunaana, olw’okuba bassa ekitiibwa mu Yakuwa.*+ 12 Naye abantu bano, okufaananako ensolo ezitalina magezi era ezikola ebintu nga tezisoose kubirowoozaako, ezaazaalibwa okukwatibwa n’okuttibwa, bavumirira ebintu bye batamanyi.+ Bajja kuzikirizibwa olw’ekkubo lyabwe eryo ebbi lye bakutte; 13 beereetako obulumi, ng’eno ye mpeera ey’okukwata ekkubo ebbi.

Banyumirwa okuba mu bulamu obw’okwejalabya*+ mu budde obw’emisana. Abantu bano mabala era nkovu, bafuna essanyu lingi nnyo mu njigiriza zaabwe ez’obulimba ze bayigiriza nga bali wamu nammwe ku bijjulo.+ 14 Amaaso gaabwe gajjudde obwenzi,+ tebasobola kwewala kwonoona, era basendasenda abatali banywevu. Emitima gyabwe gijjudde omululu.* Baana abaakolimirwa. 15 Balese ekkubo eggolokofu ne bakyamizibwa. Bakutte ekkubo lya Balamu+ mutabani wa Byoli, eyayagala empeera y’okwonoona,+ 16 naye n’anenyezebwa olw’obutakola kituufu.+ Endogoyi etayogera bwe yayogera mu ddoboozi ly’omuntu, n’eziyiza nnabbi oyo okukwata ekkubo eritali lya magezi.+

17 Bano ze nzizi ezitaliimu mazzi, era lwe lufu olutwalibwa embuyaga ey’amaanyi, era ekizikiza ekikutte zigizigi kibaterekeddwa.+ 18 Boogera ebigambo eby’okwewaana ebitaliimu nsa, era okuyitira mu kwegomba kw’omubiri+ ne mu mpisa ez’obugwagwa,* basendasenda abo abaakamala okwekutula ku bantu abeeyisa obubi.+ 19 Wadde nga babasuubiza eddembe, bo bennyini baddu ba mpisa mbi.+ Kubanga buli awangulwa omuntu aba muddu we.*+ 20 Mazima ddala, bwe bava mu bwonoonefu bw’ensi+ oluvannyuma lw’okutegeerera ddala Mukama waffe era Omulokozi, Yesu Kristo, ate ne babuddamu era ne bawangulwa, embeera yaabwe ey’oluvannyuma eba mbi nnyo okusinga eyasooka.+ 21 Kyandisinzeeko singa tebaategeera kkubo lya butuukirivu okusinga okulitegeera ate ne bava ku kiragiro ekitukuvu ekyabaweebwa.+ 22 Ebigambo ebiri mu lugero olw’amazima bituukiridde ku bo: “Embwa eddidde ebisesemye byayo, n’embizzi enaaziddwa ezzeemu okwevulunga mu ttosi.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share