LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abeefeso 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obumu mu mubiri gwa Kristo (1-16)

        • Ebirabo mu bantu (8)

      • Omuntu omukadde n’omuggya (17-32)

Abeefeso 4:1

Marginal References

  • +Fir 9
  • +Baf 1:27

Abeefeso 4:2

Marginal References

  • +Mat 11:29; Bar 12:3; Baf 2:3; 1Pe 5:5
  • +1Se 5:14
  • +1Ko 13:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2016, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2012, lup. 28

Abeefeso 4:3

Marginal References

  • +1Ko 1:10; Bak 3:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2016, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2012, lup. 28-29

    4/15/2011, lup. 21-22

    9/15/2010, lup. 17-18

Abeefeso 4:4

Marginal References

  • +Bar 12:5
  • +1Ko 12:4
  • +1Pe 1:3, 4

Abeefeso 4:5

Marginal References

  • +1Ko 8:6; 12:5, 6

Abeefeso 4:7

Marginal References

  • +1Ko 12:11

Abeefeso 4:8

Marginal References

  • +Zb 68:18; 1Ko 12:28; Bef 4:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2020, lup. 21

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2010, lup. 19-20

    9/15/2010, lup. 18-19

    8/15/2008, lup. 27

    10/1/2005, lup. 14-15

    4/1/2002, lup. 17

    12/1/2000, lup. 26

    6/1/1999, lup. 21-22

    1/1/1994, lup. 17-18

Abeefeso 4:10

Marginal References

  • +Bik 1:9; 1Ti 3:16
  • +Beb 9:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1994, lup. 17

Abeefeso 4:11

Footnotes

  • *

    Oba, “abalangirizi b’amawulire amalungi.”

Marginal References

  • +Mat 10:2-4
  • +1Ko 12:28
  • +Bik 21:8
  • +Bik 13:1; Yak 3:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 28

    4/1/2002, lup. 17

    1/1/1994, lup. 17-18

    5/1/1993, lup. 7

Abeefeso 4:12

Footnotes

  • *

    Oba, “okutendeka.”

Marginal References

  • +1Ko 14:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1999, lup. 22-24

Abeefeso 4:13

Marginal References

  • +1Ko 14:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2015, lup. 3-5

    11/1/2003, lup. 20-21

    8/1/2001, lup. 23-25

    6/1/1999, lup. 24-25

Abeefeso 4:14

Marginal References

  • +Beb 13:9

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2039

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2003, lup. 20-21

    3/1/2002, lup. 28

    6/1/1999, lup. 25-26

    4/1/1993, lup. 5-6

Abeefeso 4:15

Marginal References

  • +1Ko 11:3; Bak 1:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1999, lup. 27

Abeefeso 4:16

Marginal References

  • +1Ko 12:27
  • +Bak 2:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1999, lup. 27

Abeefeso 4:17

Marginal References

  • +1Pe 4:3
  • +Bar 1:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1993, lup. 15

Abeefeso 4:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1999, lup. 16

    11/1/1993, lup. 15-18

Abeefeso 4:19

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Mak 7:22.

Marginal References

  • +Bag 5:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2009, lup. 12

    11/1/1993, lup. 18

Abeefeso 4:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1993, lup. 23

Abeefeso 4:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1993, lup. 23

Abeefeso 4:22

Marginal References

  • +Bar 6:6; Bak 3:9
  • +Bar 7:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2010, lup. 19

    11/1/1993, lup. 23

    8/1/1992, lup. 12

Abeefeso 4:23

Footnotes

  • *

    Oba, “mu maanyi agafuga ebirowoozo byammwe.” Obut., “mu mwoyo gw’ebirowoozo byammwe.”

Marginal References

  • +Zb 51:10; Bar 12:2

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 60

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2019, lup. 10-12

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 74

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1994, lup. 11-12

    11/1/1993, lup. 23

    11/1/1993, lup. 9-13

    8/1/1992, lup. 12

Abeefeso 4:24

Marginal References

  • +Bak 3:10

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 60

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 158-159

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2010, lup. 19

    10/1/2000, lup. 4

    11/1/1993, lup. 23-24

    8/1/1992, lup. 12

Abeefeso 4:25

Marginal References

  • +Zek 8:16; Bak 3:8, 9; Kub 21:8
  • +Bar 12:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2010, lup. 19-20

    5/15/2010, lup. 29-30

    6/15/2009, lup. 16-20

    12/1/2002, lup. 8

    4/1/1988, lup. 12

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 111-113

Abeefeso 4:26

Marginal References

  • +Zb 4:4
  • +Lev 19:17; Bak 3:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2018, lup. 10-11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2014, lup. 12

    5/15/2013, lup. 18

    9/15/2010, lup. 20

    5/15/2010, lup. 30

    2/1/2006, lup. 7

    4/1/1988, lup. 12-13

    Essanyu mu Maka, lup. 156

Abeefeso 4:27

Footnotes

  • *

    Oba, “mwagaanya.”

Marginal References

  • +Yak 4:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2010, lup. 20

    5/15/2010, lup. 30

    2/1/2006, lup. 7

Abeefeso 4:28

Marginal References

  • +2Se 3:10
  • +Bik 20:35; 1Se 4:11, 12

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 36

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 8

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2010, lup. 20

    5/15/2010, lup. 30

Abeefeso 4:29

Marginal References

  • +Mat 15:11; Yak 3:10
  • +Bak 4:6

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 51

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 164-168

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 139-143

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2010, lup. 31

    12/1/2001, lup. 24

    8/1/1996, lup. 27

    4/1/1993, lup. 13-17

    4/1/1988, lup. 12

Abeefeso 4:30

Marginal References

  • +Is 63:10
  • +Bef 1:13
  • +Bar 8:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2010, lup. 28-32

    4/1/2001, lup. 15-16

    3/1/1993, lup. 12

    5/1/1993, lup. 17-20

Abeefeso 4:31

Marginal References

  • +Yak 3:14
  • +Bak 3:8
  • +Tit 3:2

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 51

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2010, lup. 31

    10/1/2006, lup. 8

    6/1/2005, lup. 18

Abeefeso 4:32

Marginal References

  • +Bak 3:12; 1Pe 3:8
  • +Mat 6:14; 18:35; Mak 11:25

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 51

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2012, lup. 30

    5/15/2010, lup. 31-32

General

Bef. 4:1Fir 9
Bef. 4:1Baf 1:27
Bef. 4:2Mat 11:29; Bar 12:3; Baf 2:3; 1Pe 5:5
Bef. 4:21Se 5:14
Bef. 4:21Ko 13:4
Bef. 4:31Ko 1:10; Bak 3:15
Bef. 4:4Bar 12:5
Bef. 4:41Ko 12:4
Bef. 4:41Pe 1:3, 4
Bef. 4:51Ko 8:6; 12:5, 6
Bef. 4:71Ko 12:11
Bef. 4:8Zb 68:18; 1Ko 12:28; Bef 4:11
Bef. 4:10Bik 1:9; 1Ti 3:16
Bef. 4:10Beb 9:24
Bef. 4:11Mat 10:2-4
Bef. 4:111Ko 12:28
Bef. 4:11Bik 21:8
Bef. 4:11Bik 13:1; Yak 3:1
Bef. 4:121Ko 14:26
Bef. 4:131Ko 14:20
Bef. 4:14Beb 13:9
Bef. 4:151Ko 11:3; Bak 1:18
Bef. 4:16Bak 2:19
Bef. 4:161Ko 12:27
Bef. 4:171Pe 4:3
Bef. 4:17Bar 1:21
Bef. 4:19Bag 5:19
Bef. 4:22Bar 6:6; Bak 3:9
Bef. 4:22Bar 7:23
Bef. 4:23Zb 51:10; Bar 12:2
Bef. 4:24Bak 3:10
Bef. 4:25Zek 8:16; Bak 3:8, 9; Kub 21:8
Bef. 4:25Bar 12:5
Bef. 4:26Zb 4:4
Bef. 4:26Lev 19:17; Bak 3:13
Bef. 4:27Yak 4:7
Bef. 4:282Se 3:10
Bef. 4:28Bik 20:35; 1Se 4:11, 12
Bef. 4:29Mat 15:11; Yak 3:10
Bef. 4:29Bak 4:6
Bef. 4:30Is 63:10
Bef. 4:30Bef 1:13
Bef. 4:30Bar 8:23
Bef. 4:31Yak 3:14
Bef. 4:31Bak 3:8
Bef. 4:31Tit 3:2
Bef. 4:32Bak 3:12; 1Pe 3:8
Bef. 4:32Mat 6:14; 18:35; Mak 11:25
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abeefeso 4:1-32

Abeefeso

4 N’olwekyo, nze omusibe+ mu Mukama waffe, mbeegayirira okweyisa+ mu ngeri etuukana n’okuyitibwa kwe mwayitibwa, 2 nga muba beetoowaze,+ nga muba bakkakkamu, nga mugumiikiriza,+ era nga buli omu azibiikiriza munne mu kwagala,+ 3 nga mufuba nnyo okukuuma obumu obw’omwoyo mu mirembe egibagatta.+ 4 Waliwo omubiri gumu+ n’omwoyo gumu,+ era nga bwe waliwo essuubi limu+ lye mwayitirwa; 5 Mukama waffe omu,+ okukkiriza kumu, okubatizibwa kumu; 6 Katonda omu era nga ye Kitaawe wa bonna, afuga byonna, akolera mu byonna, era ng’ali mu byonna.

7 Kaakano buli omu ku ffe yalagibwa ekisa eky’ensusso okusinziira ku ngeri Kristo gye yageramu ekirabo.+ 8 Kyekiva kigamba nti: “Bwe yalinnya waggulu yatwala abawambe; yagaba abantu ng’ebirabo.”+ 9 Ekigambo “yalinnya” kitegeeza ki? Kitegeeza nti era yakka wansi, kwe kugamba, ku nsi. 10 Oyo yennyini eyakka era ye yalinnya waggulu+ n’ayisa eggulu lyonna+ asobole okutuukiriza ebintu byonna.

11 Era yawa abamu okuba abatume,+ abalala okuba bannabbi,+ abalala okuba ababuulizi,*+ abalala okuba abasumba, n’abalala okuba abayigiriza,+ 12 olw’okutereeza* abatukuvu, okukola omulimu gw’obuweereza, n’okuzimba omubiri gwa Kristo,+ 13 okutuusa ffenna lwe tuliba obumu mu kukkiriza ne mu kutegeerera ddala Omwana wa Katonda, nga tulinga omuntu omukulu,+ ne tuba nga tutuuse ku kigero eky’obukulu bwa Kristo. 14 Kale ka tuleme kuba nate baana bato, nga tusuukundibwa ng’abasuukundibwa amayengo era nga tuzzibwa eno n’eri embuyaga eya buli njigiriza+ eziyitira mu bukuusa bw’abantu, ne mu ndowooza ez’obulimba ezikyamya. 15 Naye nga twogera amazima, ka tukule mu bintu byonna mu Kristo omutwe gwaffe+ nga tuyitira mu kwagala. 16 Mu ye, omubiri gwonna+ gugattiddwa wamu era gukolera wamu okuyitira mu buli nnyingo ekola ekiba kyetaagisa. Buli kitundu bwe kikola omulimu gwakyo obulungi, omubiri gukula era ne guzimbibwa mu kwagala.+

17 N’olwekyo, kino kye ŋŋamba era mbakubiriza mu Mukama waffe nti mulekere awo okutambula ng’ab’amawanga bwe batambula+ mu birowoozo byabwe ebitaliimu nsa.+ 18 Ebirowoozo byabwe biri mu kizikiza, era beeyawudde ku bulamu obuva eri Katonda olw’obutamanya bwe balimu n’olw’obukakanyavu bw’emitima gyabwe. 19 Olw’okuba tebakyalina nsonyi, beewaayo mu bugwagwa*+ nga balulunkanira okwenyigira mu butali bulongoofu obwa buli ngeri.

20 Naye mwakiyiga era mukimanyi nti Kristo bw’atyo si bw’ali, 21 bwe muba nga ddala mwamuwulira era ne muyigirizibwa okuyitira mu ye, ng’amazima bwe gali mu Yesu. 22 Mwayigirizibwa okweyambulako omuntu omukadde+ akwatagana n’empisa zammwe ez’edda era ayonooneka olw’okwegomba kwe okw’obulimba.+ 23 Mulina okweyongera okufuulibwa abaggya mu ndowooza yammwe,*+ 24 era mulina okwambala omuntu omuggya+ eyatondebwa nga Katonda bw’ayagala mu butuukirivu obw’amazima ne mu bwesigwa obwa nnamaddala.

25 N’olwekyo, kaakano nga bwe mweyambudde obulimba, mwogere amazima buli muntu eri munne,+ kubanga tuli bitundu bya mubiri gumu.+ 26 Musunguwale, naye temwonoona;+ enjuba eremenga okugwa nga mukyali basunguwavu;+ 27 temuwanga Mulyolyomi kakisa konna.*+ 28 Omubbi alekere awo okubba, wabula afube okukola emirimu, ng’akola emirimu emirungi n’emikono gye+ asobole okubaako ky’ayinza okuwa omuntu ali mu bwetaavu.+ 29 Ekigambo ekivundu tekivanga mu kamwa kammwe,+ wabula ekirungi ekisobola okuzimba abalala nga bwe kiba kyetaagisa, kisobole okuganyula abawuliriza.+ 30 Ate era temunakuwazanga mwoyo gwa Katonda omutukuvu,+ ogwakozesebwa okubassaako akabonero+ okutuusa ku lunaku lwe mujja okusumululwa ekinunulo.+

31 Mweggyeemu okusiba ekiruyi, okunyiiga,+ okusunguwala, okuyomba, okuvuma,+ awamu na buli kikolwa kyonna ekibi.+ 32 Naye mubeerenga ba kisa buli muntu eri munne, nga musaasiragana,+ nga musonyiwagana nga ne Katonda bwe yabasonyiwa okuyitira mu Kristo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share