LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ebikolwa 20
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Pawulo ng’ali mu Masedoniya ne mu Buyonaani (1-6)

      • Yutuko azuukizibwa mu Tulowa (7-12)

      • Pawulo ava e Tulowa n’agenda e Mireeto (13-16)

      • Pawulo asisinkana abakadde b’omu Efeso (17-38)

        • Okuyigiriza nnyumba ku nnyumba (20)

        • “Okugaba kulimu essanyu” (35)

Ebikolwa 20:3

Marginal References

  • +Bik 23:12, 16; 2Ko 11:23, 26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1991, lup. 13

Ebikolwa 20:4

Marginal References

  • +Bik 27:2
  • +Bik 16:1, 2
  • +Bef 6:21; Bak 4:7; 2Ti 4:12
  • +Bik 21:29; 2Ti 4:20

Ebikolwa 20:6

Marginal References

  • +Kuv 12:15; 23:15

Ebikolwa 20:10

Marginal References

  • +1Sk 17:21, 22; 2Sk 4:32, 34
  • +Mat 9:23, 24; Yok 11:39, 40; Bik 9:39, 40

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2000, lup. 12-13

Ebikolwa 20:16

Marginal References

  • +Bik 18:21
  • +Bik 24:17

Ebikolwa 20:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2004, lup. 19

Ebikolwa 20:18

Marginal References

  • +Bik 19:9, 10

Ebikolwa 20:19

Marginal References

  • +1Ko 15:9; 1Se 2:6

Ebikolwa 20:20

Footnotes

  • *

    Oba, “bintu ebibagasa.”

Marginal References

  • +Mat 28:19, 20; 2Ti 4:2
  • +Bik 5:42

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 17-18

    7/15/2008, lup. 3-4

    4/1/2004, lup. 14

    1/1/1991, lup. 3-6

    7/1/1991, lup. 13

    6/1/1988, lup. 11

Ebikolwa 20:21

Marginal References

  • +Mak 1:14, 15
  • +Luk 24:46, 47

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 17-18

    1/1/1991, lup. 4-5

Ebikolwa 20:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1991, lup. 13

Ebikolwa 20:23

Marginal References

  • +Bik 9:15, 16; 21:4, 11

Ebikolwa 20:24

Marginal References

  • +2Ti 4:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2016, lup. 26-27

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2011, lup. 23-24

    12/15/2008, lup. 18-19

    5/15/2008, lup. 32

Ebikolwa 20:26

Marginal References

  • +Ezk 33:8

Ebikolwa 20:27

Marginal References

  • +Mat 28:19, 20

Ebikolwa 20:28

Marginal References

  • +1Ti 4:16
  • +1Ti 3:1-7; Tit 1:5-9; Beb 13:17
  • +Yok 21:15; Bef 4:11; 1Pe 5:2-4
  • +Mat 26:27, 28; 1Yo 1:7

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 101-102

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2013, lup. 22

    6/15/2011, lup. 20

    4/1/2002, lup. 15-17

    2/1/2001, lup. 7-10

    3/1/1993, lup. 21-22

    2/1/1992, lup. 10-11

Ebikolwa 20:29

Marginal References

  • +Mat 7:15; 2Se 2:3; 2Pe 2:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2013, lup. 18

    3/1/1993, lup. 22

    7/1/1991, lup. 13

Ebikolwa 20:30

Marginal References

  • +1Ti 4:1; 2Ti 4:3, 4; 1Yo 2:18, 19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2013, lup. 18

    7/15/2011, lup. 15

    9/1/2004, lup. 29-30

    7/1/1991, lup. 13

Ebikolwa 20:31

Marginal References

  • +Bik 19:9, 10

Ebikolwa 20:32

Marginal References

  • +Bef 1:18; Bak 1:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1991, lup. 14

Ebikolwa 20:33

Marginal References

  • +1Sa 12:1, 3; Mat 10:8; 1Ko 9:11, 12; 2Ko 7:2; Tit 1:7

Ebikolwa 20:34

Marginal References

  • +Bik 18:3; 1Ko 4:11, 12; 1Se 2:9

Ebikolwa 20:35

Marginal References

  • +Bef 4:28; 1Se 4:11, 12; 2Se 3:7, 8
  • +Nge 19:17; Mat 10:8; Luk 6:38

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 17

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 7

    Na. 1 2018 lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2018, lup. 18-22

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2018 lup. 14-15

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 2 2017 lup. 13-14

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 300

    8/1/2005, lup. 6

    9/1/2002, lup. 18-19

    7/1/2001, lup. 26-30

    12/1/2000, lup. 8

    2/1/1992, lup. 18

    12/1/1991, lup. 11

    7/1/1991, lup. 14

    Omuyigiriza, lup. 92-96

Ebikolwa 20:37

Footnotes

  • *

    Obut., “ne bagwa ku nsingo ya Pawulo.”

Ebikolwa 20:38

Marginal References

  • +Bik 20:25

General

Bik. 20:3Bik 23:12, 16; 2Ko 11:23, 26
Bik. 20:4Bik 27:2
Bik. 20:4Bik 16:1, 2
Bik. 20:4Bef 6:21; Bak 4:7; 2Ti 4:12
Bik. 20:4Bik 21:29; 2Ti 4:20
Bik. 20:6Kuv 12:15; 23:15
Bik. 20:101Sk 17:21, 22; 2Sk 4:32, 34
Bik. 20:10Mat 9:23, 24; Yok 11:39, 40; Bik 9:39, 40
Bik. 20:16Bik 18:21
Bik. 20:16Bik 24:17
Bik. 20:18Bik 19:9, 10
Bik. 20:191Ko 15:9; 1Se 2:6
Bik. 20:20Mat 28:19, 20; 2Ti 4:2
Bik. 20:20Bik 5:42
Bik. 20:21Mak 1:14, 15
Bik. 20:21Luk 24:46, 47
Bik. 20:23Bik 9:15, 16; 21:4, 11
Bik. 20:242Ti 4:7
Bik. 20:26Ezk 33:8
Bik. 20:27Mat 28:19, 20
Bik. 20:281Ti 4:16
Bik. 20:281Ti 3:1-7; Tit 1:5-9; Beb 13:17
Bik. 20:28Yok 21:15; Bef 4:11; 1Pe 5:2-4
Bik. 20:28Mat 26:27, 28; 1Yo 1:7
Bik. 20:29Mat 7:15; 2Se 2:3; 2Pe 2:1
Bik. 20:301Ti 4:1; 2Ti 4:3, 4; 1Yo 2:18, 19
Bik. 20:31Bik 19:9, 10
Bik. 20:32Bef 1:18; Bak 1:12
Bik. 20:331Sa 12:1, 3; Mat 10:8; 1Ko 9:11, 12; 2Ko 7:2; Tit 1:7
Bik. 20:34Bik 18:3; 1Ko 4:11, 12; 1Se 2:9
Bik. 20:35Bef 4:28; 1Se 4:11, 12; 2Se 3:7, 8
Bik. 20:35Nge 19:17; Mat 10:8; Luk 6:38
Bik. 20:38Bik 20:25
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ebikolwa 20:1-38

Ebikolwa

20 Oluyoogaano bwe lwakendeera, Pawulo n’atumya abayigirizwa, era bwe yamala okubazzaamu amaanyi n’okubasiibula, n’agenda e Masedoniya. 2 Bwe yamala okuyitaayita mu bitundu ebyo n’okuzzaamu abayigirizwa abaaliyo amaanyi ng’ababuulira ekigambo, n’atuuka mu Buyonaani. 3 Yamalayo emyezi esatu, naye bwe yali anaatera okusaabala agende e Busuuli, Abayudaaya ne bamusalira olukwe,+ n’asalawo okuddayo ng’ayitira mu Masedoniya. 4 Yawerekerwako Sopateri mutabani wa Puulo ow’e Beroya, Alisutaluuko+ ne Sekundo Abassessalonika, Gayo ow’e Derube, Timoseewo,+ ne Tukiko+ ne Tulofiimo+ ab’omu ssaza ly’e Asiya. 5 Abasajja abo baatukulembera ne batulindira e Tulowa; 6 naye ennaku ez’embaga ey’Emigaati Egitali Mizimbulukuse+ bwe zaggwa, ne tusaabala ku nnyanja okuva e Firipi ne tubasanga e Tulowa nga tewannayita nnaku ttaano, era eyo ne tumalayo ennaku musanvu.

7 Ku lunaku olusooka mu wiiki, bwe twali tukuŋŋaanye okulya, Pawulo n’ayogera gye bali okutuusiza ddala ekiro mu ttumbi, olw’okuba enkeera yali agenda. 8 Waaliyo ettaala eziwerako mu kisenge ekya waggulu gye twali tukuŋŋaanidde. 9 Pawulo bwe yali ayogera, omuvubuka ayitibwa Yutuko eyali atudde mu ddirisa n’akwatibwa otulo tungi ne yeebaka, n’awanuka ku kkalina ey’okusatu n’agwa wansi, ne bamuggyawo ng’afudde. 10 Naye Pawulo n’akka wansi, n’amugwako n’amuwambatira+ n’agamba nti: “Mulekere awo okukuba ebiwoobe, kubanga mulamu.”+ 11 Awo n’addayo waggulu n’amenya omugaati n’atandika okulya, ne yeeyongera okwogera nabo okutuusa obudde lwe bwakya, n’alyoka agenda. 12 Omulenzi ne bamutwala nga mulamu, ne basanyuka nnyo.

13 Awo ne tugenda ku kyombo ne tusaabala okugenda mu Asosi, gye twali ab’okuggya Pawulo nga bwe yatugamba, kubanga ye yali agenda kuyita ku lukalu. 14 Bwe twasisinkana mu Asosi, n’asaabala naffe mu lyato ne tugenda e Mituleene; 15 olunaku olwaddako ne tusaabala ne tuvaayo ne tutuuka okumpi n’ekizinga ekiyitibwa Kiyosi, ate olunaku olwaddirira ne tutuuka e Samosi, enkeera ne tutuuka e Mireeto. 16 Pawulo yali asazeewo okusaabala agende butereevu nga tayimiridde mu Efeso+ aleme kulwa mu ssaza ly’e Asiya, kubanga yali mu bwangu, ng’ayagala bwe kiba kisobose atuuke mu Yerusaalemi+ ku lunaku lw’Embaga ya Pentekooti.

17 Naye bwe yali e Mireeto n’atumya mu Efeso abakadde b’omu kibiina. 18 Bwe baatuuka, n’abagamba nti: “Mumanyi bulungi engeri gye nneeyisangamu nga ndi mu mmwe okuva ku lunaku lwe nnatuuka mu ssaza ly’e Asiya,+ 19 nga mpeereza Mukama waffe n’obwetoowaze,+ nga nkaaba amaziga, era nga ngezesebwa olw’enkwe z’Abayudaaya. 20 Ate era mumanyi nti saalekayo kubabuulira bintu bya muganyulo* wadde okubayigiriza mu lujjudde+ era ne nnyumba ku nnyumba.+ 21 Naye nnawa Abayudaaya n’Abayonaani obujulirwa mu bujjuvu beenenye+ badde eri Katonda era bakkiririze mu Mukama waffe Yesu.+ 22 Kaakano laba! Omwoyo gumpaliriza okugenda e Yerusaalemi, wadde nga simanyi kigenda kuntuukako eyo. 23 Naye omwoyo omutukuvu guŋŋamba enfunda n’enfunda mu buli kibuga nti okusibibwa n’okubonaabona binnindiridde.+ 24 Kyokka obulamu bwange sibutwala nga bwa muwendo gye ndi, kasita mmaliriza olugendo lwange+ n’obuweereza bwe nnaweebwa Mukama waffe Yesu, okuwa obujulirwa mu bujjuvu ku mawulire amalungi agakwata ku kisa kya Katonda eky’ensusso.

25 “Kaakano mmanyi nti mmwe mmwenna be nnabuulira Obwakabaka temujja kuddamu kundaba. 26 Kale mbayita mube abajulirwa leero nti sivunaanibwa musaayi gwa muntu yenna,+ 27 kubanga saalekayo kubabuulira kigendererwa kya Katonda.+ 28 Mwekuume+ era mukuume n’ekisibo kyonna, omwoyo omutukuvu mwe gwabalondera okuba abalabirizi,+ okulabiriranga ekibiina kya Katonda+ kye yagula n’omusaayi gw’Omwana we.+ 29 Nkimanyi nti bwe ndivaawo, emisege emikambwe giriyingira mu mmwe+ era tegiriyisa bulungi kisibo, 30 era mu mmwe mmwennyini mulivaamu abantu aboogera ebintu ebikyamye okusendasenda abayigirizwa okubagoberera.+

31 “N’olwekyo mutunule, era mujjukire nti okumala emyaka esatu,+ emisana n’ekiro, saalekera awo kubuulirira buli omu ku mmwe nga nkaaba n’amaziga. 32 Kaakano mbakwasa Katonda n’ekigambo ekikwata ku kisa kye eky’ensusso, ekigambo ekiyinza okubazimba n’okubawa obusika mu abo abaatukuzibwa.+ 33 Seegombangako ffeeza ya muntu wadde zzaabu oba ekyambalo.+ 34 Mmwe mmwennyini mukimanyi nti emikono gino gye gyakolanga ku byetaago byange+ n’eby’abo abali nange. 35 Mbalaze mu bintu byonna nti mulina okukola ennyo+ bwe mutyo musobole okuyamba abeetaaga obuyambi, era mulina okujjukira ebigambo bya Mukama waffe Yesu, nga bwe yagamba nti: ‘Okugaba kulimu essanyu+ okusinga okuweebwa.’”

36 Bwe yamala okwogera bino byonna, n’afukamira nabo n’asaba. 37 Bonna ne bakaaba nnyo ne bagwa Pawulo mu kifuba* ne bamunywegera, 38 kubanga baalumwa nnyo olw’ekyo kye yabagamba nti baali tebagenda kuddamu kumulaba.+ Awo ne bamuwerekerako okutuuka ku kyombo.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share