LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 43
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa addamu okukuŋŋaanya abantu be (1-7)

      • Bakatonda bayitibwa okwewozaako (8-13)

        • “Muli bajulirwa bange” (10, 12)

      • Okusumululwa okuva e Babulooni (14-21)

      • “Ka buli omu ayogere ky’avunaana munne” (22-28)

Isaaya 43:1

Marginal References

  • +Zb 100:3; Is 43:15; 44:2, 21
  • +Is 44:23; Yer 50:34

Isaaya 43:2

Marginal References

  • +Kuv 14:29
  • +Yos 3:15, 16; 2Sk 2:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2019, lup. 3-4

Isaaya 43:4

Marginal References

  • +Kuv 19:5, 6
  • +Ma 7:8; Yer 31:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2019, lup. 3

Isaaya 43:5

Marginal References

  • +Is 41:10; 44:2; Yer 30:10
  • +Ma 30:1-3; Zb 106:47; Is 66:20; Ezk 36:24; Mi 2:12; Zek 8:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1995, lup. 23

Isaaya 43:6

Marginal References

  • +Yer 3:18
  • +Yer 31:8

Isaaya 43:7

Marginal References

  • +Yer 33:16
  • +Zb 100:3; Is 29:23

Isaaya 43:8

Marginal References

  • +Is 6:9, 10; 42:18, 19

Isaaya 43:9

Footnotes

  • *

    Kirabika bakatonda ab’obulimba be boogerwako wano.

  • *

    Kirabika ebintu ebinaasooka okubaawo mu biseera eby’omu maaso bye byogerwako wano.

Marginal References

  • +Is 41:1
  • +Is 41:21, 22; 44:7
  • +1Sk 18:24, 25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1993, lup. 23

    9/1/1988, lup. 7-9

Isaaya 43:10

Footnotes

  • *

    Oba, “munneesige.”

Marginal References

  • +Bik 1:8; Kub 1:5
  • +Ma 4:37
  • +Is 41:4
  • +Is 44:8

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 19

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 21-22

    10/1/1993, lup. 23

    11/1/1988, lup. 16-17

    9/1/1988, lup. 8-13

    Abajulirwa Ba Yakuwa, lup. 5

Isaaya 43:11

Marginal References

  • +Ma 6:4
  • +Is 12:2; Kos 13:4; 1Ti 2:3; Yud 25

Isaaya 43:12

Marginal References

  • +Ma 32:12
  • +Is 46:9, 10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 21-22

    9/1/1988, lup. 8-13

Isaaya 43:13

Marginal References

  • +Is 41:4; Kub 1:8
  • +Ma 32:39
  • +Is 14:27; Dan 4:35

Isaaya 43:14

Marginal References

  • +Is 44:6; 63:16
  • +Is 54:5
  • +Is 45:1, 2
  • +Yer 50:10

Isaaya 43:15

Marginal References

  • +Zb 89:18
  • +Is 43:1
  • +Ma 33:5; Zb 74:12; Is 33:22; Kub 11:17

Isaaya 43:16

Marginal References

  • +Kuv 14:16; Yos 3:13

Isaaya 43:17

Marginal References

  • +Kuv 15:4
  • +Yer 51:39

Isaaya 43:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 5

Isaaya 43:19

Marginal References

  • +Is 42:9
  • +Is 11:16; 40:3
  • +Is 41:18

Isaaya 43:20

Marginal References

  • +Is 41:17; Yer 31:9
  • +Zb 33:12; Is 41:8; 1Pe 2:9

Isaaya 43:21

Marginal References

  • +Is 60:21

Isaaya 43:22

Marginal References

  • +Is 64:7
  • +Yer 2:5; Kos 7:10; Mi 6:3

Isaaya 43:23

Marginal References

  • +Is 66:3

Isaaya 43:24

Footnotes

  • *

    Ekika ky’olumuli oluwunya akawoowo.

Marginal References

  • +Lev 3:14-16
  • +Is 1:14, 15

Isaaya 43:25

Footnotes

  • *

    Oba, “ebikolwa byo eby’obujeemu.”

Marginal References

  • +Is 1:18; Yer 50:20
  • +Zb 25:7; 79:8, 9; Ezk 20:9
  • +Yer 31:34

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 6

Isaaya 43:27

Footnotes

  • *

    Kirabika abayigiriza Amateeka be boogerwako wano.

Marginal References

  • +Is 28:7; Yer 5:31

Isaaya 43:28

Marginal References

  • +Zb 79:4; 137:3

General

Is. 43:1Zb 100:3; Is 43:15; 44:2, 21
Is. 43:1Is 44:23; Yer 50:34
Is. 43:2Kuv 14:29
Is. 43:2Yos 3:15, 16; 2Sk 2:8
Is. 43:4Kuv 19:5, 6
Is. 43:4Ma 7:8; Yer 31:3
Is. 43:5Is 41:10; 44:2; Yer 30:10
Is. 43:5Ma 30:1-3; Zb 106:47; Is 66:20; Ezk 36:24; Mi 2:12; Zek 8:7
Is. 43:6Yer 3:18
Is. 43:6Yer 31:8
Is. 43:7Yer 33:16
Is. 43:7Zb 100:3; Is 29:23
Is. 43:8Is 6:9, 10; 42:18, 19
Is. 43:9Is 41:1
Is. 43:9Is 41:21, 22; 44:7
Is. 43:91Sk 18:24, 25
Is. 43:10Bik 1:8; Kub 1:5
Is. 43:10Ma 4:37
Is. 43:10Is 41:4
Is. 43:10Is 44:8
Is. 43:11Ma 6:4
Is. 43:11Is 12:2; Kos 13:4; 1Ti 2:3; Yud 25
Is. 43:12Ma 32:12
Is. 43:12Is 46:9, 10
Is. 43:13Is 41:4; Kub 1:8
Is. 43:13Ma 32:39
Is. 43:13Is 14:27; Dan 4:35
Is. 43:14Is 44:6; 63:16
Is. 43:14Is 54:5
Is. 43:14Is 45:1, 2
Is. 43:14Yer 50:10
Is. 43:15Zb 89:18
Is. 43:15Is 43:1
Is. 43:15Ma 33:5; Zb 74:12; Is 33:22; Kub 11:17
Is. 43:16Kuv 14:16; Yos 3:13
Is. 43:17Kuv 15:4
Is. 43:17Yer 51:39
Is. 43:19Is 42:9
Is. 43:19Is 11:16; 40:3
Is. 43:19Is 41:18
Is. 43:20Is 41:17; Yer 31:9
Is. 43:20Zb 33:12; Is 41:8; 1Pe 2:9
Is. 43:21Is 60:21
Is. 43:22Is 64:7
Is. 43:22Yer 2:5; Kos 7:10; Mi 6:3
Is. 43:23Is 66:3
Is. 43:24Lev 3:14-16
Is. 43:24Is 1:14, 15
Is. 43:25Is 1:18; Yer 50:20
Is. 43:25Zb 25:7; 79:8, 9; Ezk 20:9
Is. 43:25Yer 31:34
Is. 43:27Is 28:7; Yer 5:31
Is. 43:28Zb 79:4; 137:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 43:1-28

Isaaya

43 Kaakano bw’ati Yakuwa bw’agamba,

Oyo eyakutonda ggwe Yakobo, Oyo eyakubumba ggwe Isirayiri:+

“Totya, kubanga nnakununula.+

Nnakuyita erinnya lyo.

Oli wange.

 2 Bw’oliyita mu mazzi, ndibeera wamu naawe,+

Era bw’oliyita mu migga, tegirikusaanyaawo.+

Bw’oliyita mu muliro, tegulikwokya,

Wadde ennimi zaagwo okukubabula.

 3 Kubanga nze Yakuwa Katonda wo,

Omutukuvu wa Isirayiri, Omulokozi wo.

Mpaddeyo Misiri okuba ekinunulo kyo,

Mpaddeyo Esiyopiya ne Seeba mu kifo kyo.

 4 Kubanga wafuuka wa muwendo gye ndi,+

Waweebwa ekitiibwa, era nkwagala.+

Kyendiva mpaayo abantu

N’amawanga okuwonya obulamu bwo.

 5 Totya, kubanga ndi wamu naawe.+

Ndiggya ezzadde lyo ebuvanjuba

Ndibakuŋŋaanya mmwe okuva ebugwanjuba.+

 6 Ndigamba obukiikakkono nti, ‘Baleke!’+

N’obukiikaddyo nti, ‘Tobalemera.

Leeta abaana bange ab’obulenzi okuva ewala, n’abaana bange ab’obuwala okuva ensi gy’ekoma,+

 7 Buli ayitibwa erinnya lyange+

Era gwe nnatonda olw’ekitiibwa kyange,

Gwe nnabumba era gwe nnakola.’+

 8 Leeta abantu abatalaba, wadde nga balina amaaso,

Era abatawulira, wadde nga balina amatu.+

 9 Amawanga gonna ka gakuŋŋaanire mu kifo kimu,

Era abantu ka bakuŋŋaane wamu.+

Ani ku bo* ayinza okwogera kino?

Oba, bayinza okutumanyisa ebintu ebisooka?*+

Ka baleete abajulirwa baabwe bakakase nti batuufu,

Oba ka bawulire bagambe nti, ‘Ago ge mazima!’”+

10 “Mmwe muli bajulirwa bange,”+ Yakuwa bw’agamba,

“Omuweereza wange gwe nnalonda,+

Musobole okummanya era munzikiririzeemu*

Era mutegeere nti sikyuka.+

Tewali Katonda yakolebwa okusooka nze,

Era tewali mulala yanziririra.+

11 Nze Yakuwa;+ tewali mulokozi mulala, okuggyako nze.”+

12 “Nze nnalangirira, ne ndokola, era ne mmanyisa

Bwe waali nga tewali katonda mulala mu mmwe.+

N’olwekyo muli bajulirwa bange,” Yakuwa bw’agamba, “era nze Katonda.+

13 Era sikyuka;+

Tewali n’omu ayinza kuggya kintu mu mukono gwange.+

Bwe mbaako kye nkola, ani ayinza okukiziyiza?”+

14 Bw’ati Yakuwa bw’agamba, Omununuzi wo,+ Omutukuvu wa Isirayiri:+

“Ku lwammwe ndituma e Babulooni ne bamenya ebisiba enzigi byonna,+

Era Abakaludaaya balikaabira mu byombo byabwe nga bali mu buyinike.+

15 Nze Yakuwa, Omutukuvu wammwe,+ Omutonzi wa Isirayiri,+ Kabaka wammwe.”+

16 Bw’ati Yakuwa bw’agamba,

Oyo akola oluguudo mu nnyanja

N’ekkubo mu mazzi agafuukuuse,+

17 Oyo afulumya eggaali ly’olutalo n’embalaasi,+

Eggye n’abalwanyi ab’amaanyi:

“Baligalamira ne batagolokoka.+

Balizikizibwa, balizikira ng’olutambi olwaka.”

18 “Temujjukira bintu ebyayita,

Era temulowooza ku bintu eby’edda.

19 Laba! Nkola ekintu ekipya;+

Ne kaakano kitandise okweyoleka.

Temukiraba?

Nja kukola ekkubo mu lukoola+

Era nja kuyisa emigga mu ddungu.+

20 Ensolo ez’omu nsiko zijja kumpa ekitiibwa,

Ebibe ne maaya,

Kubanga ndeeta amazzi mu lukoola,

Emigga mu ddungu,+

Abantu bange, abalonde bange,+ banywe,

21 Abantu be nnatonda

Basobole okulangirira ettendo lyange.+

22 Naye tonkoowodde, ggwe Yakobo,+

Kubanga wankoowa, ggwe Isirayiri.+

23 Tondeetedde ndiga ez’ebiweebwayo byo ebyokebwa

Wadde okungulumiza ne ssaddaaka zo.

Sikuwalirizza kundeetera kirabo

Wadde okukukooya nga nkusaba obubaani obweru.+

24 Tewawaayo ssente kungulira kaane ow’akaloosa,*

Era tewanzikusa na masavu ga ssaddaaka zo.+

Mu kifo ky’ekyo wantikka mugugu gwa bibi byo

Era n’onkooya n’ensobi zo.+

25 Nze kennyini nze nsangula ebyonoono byo*+ ku lw’erinnya lyange,+

Era sirijjukira bibi byo.+

26 Nzijukiza; ka buli omu ayogere ky’avunaana munne;

Weewozeeko olage nti oli mutuufu.

27 Jjajjaawo eyasooka yayonoona,

Era n’aboogezi* bo banjeemedde.+

28 Kyendiva mmalamu ekitiibwa abaami b’omu kifo ekitukuvu;

Ndiwaayo Yakobo okuzikirizibwa

Era ndireka Isirayiri okuvumibwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share