LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • nwt lup. 425-426
  • Ebirimu

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ebirimu
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • Similar Material
  • Weesige Yakuwa nga Samusooni Bwe Yakola
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Omusajja Asingayo Okuba ow’Amaanyi
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
  • Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Kitabo ky’Ekyabalamuzi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2005
  • Yakuwa Yawa Samusooni Amaanyi
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ebirimu

EKYABALAMUZI

EBIRIMU

  • 1

    • Ebitundu Yuda ne Simyoni bye bawamba (1-20)

    • Abayebusi basigala mu Yerusaalemi (21)

    • Yusufu awamba Beseri (22-26)

    • Abakanani tebabagoba kubamalamu (27-36)

  • 2

    • Malayika wa Yakuwa alabula Abayisirayiri (1-5)

    • Yoswa afa (6-10)

    • Abalamuzi bassibwawo okulokola Isirayiri (11-23)

  • 3

    • Yakuwa agezesa Isirayri (1-6)

    • Osuniyeri, omulamuzi eyasooka (7-11)

    • Omulamuzi Ekudi atta Kabaka Eguloni (12-30)

    • Omulamuzi Samugali (31)

  • 4

    • Kabaka Yabini Omukanani akijjanya Isirayiri (1-3)

    • Nnabbi Debola n’Omulamuzi Balaka (4-16)

    • Yayeeri atta Sisera omuduumizi w’eggye (17-24)

  • 5

    • Oluyimba lwa Debola ne Balaka olw’obuwanguzi (1-31)

      • Emmunyeenye zirwanyisa Sisera (20)

      • Akagga Kisoni kanjaala (21)

      • Abo abaagala Yakuwa balinga enjuba (31)

  • 6

    • Midiyaani ekijjanya Isirayiri (1-10)

    • Malayika agumya Omulamuzi Gidiyoni (11-24)

    • Gidiyoni amenyaamenya ekyoto kya Bbaali (25-32)

    • Omwoyo gwa Katonda gukolera ku Gidiyoni (33-35)

    • Okugezesa n’ebyoya by’endiga (36-40)

  • 7

    • Gidiyoni n’abasajja be 300 (1-8)

    • Eggye lya Gidiyoni liwangula Abamidiyaani (9-25)

      • “Ekitala kya Yakuwa n’ekya Gidiyoni!” (20)

      • Akakyankalano mu lusiisira lw’Abamidiyaani (21, 22)

  • 8

    • Abeefulayimu bayombesa Gidiyoni (1-3)

    • Bakabaka Abamidiyaani bawonderwa ne battibwa (4-21)

    • Gidiyoni agaana okuba kabaka (22-27)

    • Ebitonotono ebikwata ku Gidiyoni (28-35)

  • 9

    • Abimereki afuuka kabaka mu Sekemu (1-6)

    • Olugero lwa Yosamu (7-21)

    • Obufuzi bwa Abimereki obulimu okuyiwa omusaayi (22-33)

    • Abimereki alumba Sekemu (34-49)

    • Omukazi asuula enso ku Abimereki; Abimereki afa (50-57)

  • 10

    • Omulamuzi Tola n’Omulamuzi Yayiri (1-5)

    • Abayisirayiri bajeema era beenenya (6-16)

    • Abaamoni batiisatiisa Isirayiri (17, 18)

  • 11

    • Omulamuzi Yefusa agobebwa, oluvannyuma afuulibwa omukulembeze (1-11)

    • Yefusa ayogera n’Abaamoni (12-28)

    • Obweyamo bwa Yefusa ne muwala wa Yefusa (29-40)

      • Muwala wa Yefusa tafumbirwa (38-40)

  • 12

    • Okulwanyisa Abeefulayimu (1-7)

      • Okwogera nti “Shibbolesi” (6)

    • Omulamuzi Ibuzaani, Eroni, ne Abudoni (8-15)

  • 13

    • Malayika akyalira Manowa ne mukazi we (1-23)

    • Samusooni azaalibwa (24, 25)

  • 14

    • Samusooni ayagala okuwasa omukazi Omufirisuuti (1-4)

    • Omwoyo gwa Yakuwa gusobozesa Samusooni okutta empologoma (5-9)

    • Ekikokyo kya Samusooni ku mbaga (10-19)

    • Muka Samusooni aweebwa omusajja omulala (20)

  • 15

    • Samusooni awoolera eggwanga ku Bafirisuuti (1-20)

  • 16

    • Samusooni ng’ali e Gaaza (1-3)

    • Samusooni ne Derira (4-22)

    • Samusooni yeesasuza era afa (23-31)

  • 17

    • Ebifaananyi bya Mikka ne kabona we (1-13)

  • 18

    • Abadaani beenoonyeza obutaka (1-31)

      • Kabona wa Mikka atwalibwa wamu n’ebifaananyi bye (14-20)

      • Layisi kiwambibwa ne kituumibwa Ddaani (27-29)

      • Okusinza ebifaananyi mu Ddaani (30, 31)

  • 19

    • Ekikolwa ky’Ababenyamini eky’obuseegu mu Gibeya (1-30)

  • 20

    • Okulwanyisa Ababenyamini (1-48)

  • 21

    • Ekika kya Benyamini tekisaanawo (1-25)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share