LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • g21 Na. 1 lup. 3
  • Amagezi Agatuyamba Okuba Abasanyufu

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Amagezi Agatuyamba Okuba Abasanyufu
  • Zuukuka!—2021
  • Similar Material
  • Ebirimu
    Zuukuka!—2021
  • Amagezi Aga Nnamaddala Galeekaanira mu Nguudo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2022
  • Ekkubo Erireeta Essanyu
    Zuukuka!—2018
Zuukuka!—2021
g21 Na. 1 lup. 3
Omukazi ng’atudde mu wooteeri ng’afumiitiriza ku by’ava okusoma.

Amagezi Agatuyamba Okuba Abasanyufu

“Wadde nga mpulira bubi bwe ndaba ebintu ebibi ebiri mu nsi, gamba ng’entalo, obwavu, endwadde, n’okubonyaabonya abaana, nnina essuubi.”​—RANI.a

Rani yafuna essanyu erya nnamaddala bwe yayiga ebikwata ku Mutonzi waffe, Ensibuko y’amagezi. Bw’oba osoma akatabo kano, weetegereze engeri ebyo Omutonzi waffe by’atuyigiriza gye biyinza okukuyamba . . .

  • okuba n’amaka agalimu essanyu

  • okukolagana obulungi n’abalala

  • okuba omumativu

  • okumanya ensonga lwaki abantu babonaabona era bafa

  • okuba n’essuubi ekkakafu erikwata ku biseera eby’omu maaso

  • okumanya Omutonzi waffe, n’okufuna enkolagana ey’oku lusegere naye

Ate era ojja kukiraba nti amagezi Omutonzi waffe g’atuwa, buli muntu aganoonya asobola okugafuna.

a Amannya mu katabo kano gakyusiddwa.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share