LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • tp lup. 188
  • Ekirango

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ekirango
  • Emirembe n’Obutebenkevu eby’Amazima—Oyinza Kubizuula Otya?
  • Similar Material
  • Ebbaluwa ey’Okulabirako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Emirembe n’Obutebenkevu eby’Amazima—Oyinza Kubizuula Otya?
tp lup. 188

Ekirango

‘Okujja’ kw’obwakabaka bwa Katonda kujja kutegeeza kinene eri abantu okusinga ekintu ekirala kyonna ekyali kibaddewo mu byafaayo. Kyekiva kiba nti ffenna twetaaga okumanyira ddala byonna ebikwata ku Bwakabaka.

Abajulirwa ba Yakuwa bajja kuba basanyufu okukubaganya naawe ebirowoozo ku ky’okwogerako kino ekikulu, n’amaka go mwenna wamu oba na buli omu kinnoomu, awatali kusasula. Wandiika buwandiisi eri Watch Tower ku emu ndagiriro ezo eziri ku lupapula oluddirira olw’ekitabo kino, ng’osaba okukubaganya ebirowoozo ku Baibuli okw’engeri eyo. Enteekateeka zijja kukolebwa Omujulirwa omu omumanyirivu okukukyalira akuyambe okutuuka okutegeera obulungi Obwakabaka obwo.

Abantu bukadde na bukadde mu bitundu byonna eby’ensi bamaze okuganyulwa mu kuweerezebwa kuno okw’obwereere. Ggwe, naawe oyinza okufuna eby’okuddamu ebimatiza ebijja okukuyamba okuzimba okukkiriza mu bwakabaka bwa Katonda.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share