LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • w14 3/1 lup. 6
  • Omukolo gw’Otosaanidde Kusubwa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Omukolo gw’Otosaanidde Kusubwa
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • Similar Material
  • Omukolo gw’Okujjukira Okufa kwa Yesu—Gunaabaawo Ddi era Wa?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
  • Eky’Ekiro kya Mukama Waffe Kirina Amakulu Mangi gy’Oli
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2003
  • Lwaki Tukuza eky’Ekiro kya Mukama Waffe?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2003
  • “Mukolenga Bwe Mutyo Okunzijukiranga Nze”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
w14 3/1 lup. 6
Yesu akwaniriza ku mukolo ogw’okujjukira okufa kwe

EBIKWATAGANA N’EBIRI KUNGULU | OMANYI KATONDA KYE YAKUKOLERA?

Omukolo gw’Otosaanidde Kusubwa

Mu kiro ekyasembayo nga Yesu tannattibwa, yalagira abagoberezi be abeesigwa okujjukiranga okufa kwe. Ng’akozesa omugaati ogutaliimu kizimbulukusa n’envinnyo emmyufu, Yesu yatandikawo omukolo oguyitibwa Eky’Ekiro kya Mukama Waffe era n’agamba nti: “Mukolenga bwe mutyo okunzijukiranga nze.”​—Lukka 22:19.

Buli mwaka, Abajulirwa ba Yakuwa mu nsi yonna baba n’omukolo ogw’okujjukira okufa kwa Yesu. Omwaka guno, omukolo ogwo gujja kubaawo ku Bbalaza, nga Apuli 14, ng’enjuba emaze okugwa.

Oyanirizibwa ku mukolo ogwo. Ku lunaku olwo tujja kunnyonnyolwa ensonga lwaki okufa kwa Yesu kukulu nnyo. Okuyingira kwa bwereere, era tewajja kubaawo kusolooza ssente. Omuntu akuwadde akatabo kano asobola okukubuulira ekiseera n’ekifo awanaabeera omukolo ogwo mu kitundu kyammwe, oba oyinza okugenda ku mukutu gwaffe ogwa Intaneeti, jw.org. Fuba okulaba nti obaawo ku mukolo ogwo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share