Ebirimu
Febwali 2016
© 2016 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
3 Ebyafaayo—Yakuwa Ampadde Emikisa Mingi nga Mmuweereza
WIIKI YA APULI 4-10, 2016
8 Yakuwa Yamuyita ‘Mukwano Gwe’
WIIKI YA APULI 11-17, 2016
13 Koppa Mikwano gya Katonda egy’Oku Lusegere
Ebitundu bino bijja kutuyamba okulaba engeri gye tuyinza okunyweza enkolagana yaffe ne Yakuwa Katonda. Mu kitundu ekisooka tujja kwetegereza ekyokulabirako Ibulayimu kye yateekawo. Ate mu kitundu eky’okubiri tujja kwetegereza ekyokulabirako Luusi, Keezeekiya, ne Maliyamu maama wa Yesu kye baateekawo.
18 Weeyongere Okuweereza Yakuwa ng’Oli Musanyufu
WIIKI YA APULI 18-24, 2016
WIIKI YA APULI 25, 2016–MAAYI 1, 2016
26 Koppa Abaweereza ba Yakuwa Abaali Abeesigwa
Mu bitundu bino, tujja kwetegereza ebyo ebikwata ku Dawudi n’abantu abalala abaaliwo mu kiseera kye. Bijja kutuyamba okulaba ebintu ebitali bimu ebisobola okutuyamba okusigala nga tuli beesigwa eri Yakuwa ne mu mbeera enzibu.
31 Etterekero Lyaffe
EKIFAANANYI KU DDIBA:
BENIN
Ku kyalo Hétin, ekiri mu kitundu eky’entobazi. Amayumba agasinga obungi bagazimba ku bitindiro era amaato ge gasinga okukozesebwa mu by’entambula mu kitundu ekyo. Ababuulizi 215 ne bapayoniya 28 mu bibiina bisatu baasanyuka nnyo okulaba nti abantu 1,600 be baaliwo ku mukolo gw’Ekijjukizo mu 2014
ABANTU
10,703,000
ABABUULIZI
12,167
BAPAYONIYA ABA BULIJJO