Gw’Okusoma mu Kibiina
JJULAAYI 2016
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: AGUSITO 29–SSEBUTEMBA 25, 2016
© 2016 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
DOMINICAN REPUBLIC
Payoniya ow’enjawulo ng’ali ku lubalama lw’ennyanja olw’e Las Terrenas ng’abuulira omusajja ava okukungula ebinazi
ABABUULIZI
37,536
ABAYIZI BA BAYIBULI
69,892
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2015)
120,103
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.pr418.com/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.