Ogw’Okusoma
SSEBUTEMBA 2017
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: OKITOBBA 23–NOOVEMBA 26, 2017
© 2017 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
EL SALVADOR
Ababuulizi nga bakozesa obugaali okubuulira mu maaso g’ekizimbe ekimu ekirimu amaduuka mu San Salvador
ABABUULIZI
41,084
ABAYIZI BA BAYIBULI
42,813
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2016)
92,606
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.pr418.com/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.