Ogw’Okusoma
DDESEMBA 2017
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: JJANWALI 29–FEBWALI 25, 2018
© 2017 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
CÔTE D’IVOIRE
Côte d’Ivoire (edda eyayitibwanga Ivory Coast) y’emu ku nsi ezisinga okulima kooko, akolebwamu kyokoleeti. Ensigo za kooko zaanikibwa mu kasana okusobola okukala. Payoniya akozesa akatabo Amawulire Amalungi okubuulira omusajja ayanika ensigo za kooko
ABABUULIZI
11,133
ABAYIZI BA BAYIBULI
28,274
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2016)
76,526
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.pr418.com/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.