Ogw’Okusoma mu Kibiina
MAAYI 2019
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: JJULAAYI 1–AGUSITO 4, 2019
© 2019 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Abazadde nga bayigiriza abaana baabwe ebintu ebisobola okubayamba obutakabasanyizibwa. Ekyo bakikola nga babayigiriza ebintu bye beetaaga okumanya ebikwata ku by’okwegatta. Babayigiriza nga bakozesa ebintu ekibiina kya Yakuwa bye kituwadde. (Laba ekitundu eky’okusoma 19, akatundu 19-22)