Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira
Uganda: Tuli basanyufu okubategeeza nti mu mwezi gwa Maaki 2015, twatuuka ku ntikko empya ey’ababuulizi 6,861. Ate era abayizi ba Bayibuli beeyongera ebitundu 6.4 ku buli kikumi okusinga ku mwaka ogwayita. Kizzaamu nnyo amaanyi okulaba engeri Yakuwa gy’atuwaddemu omukisa mu mulimu gw’okufuula abantu abayigirizwa!—Mat. 28:19, 20.