LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Maaki lup. 4
  • Yobu Yakuuma Obugolokofu Bwe ng’Agezesebwa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Yobu Yakuuma Obugolokofu Bwe ng’Agezesebwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Similar Material
  • Yobu Yagulumiza Erinnya lya Yakuwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2009
  • Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Kitabo kya Yobu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2006
  • Kuuma Obugolokofu Bwo!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2019
  • “Essuubi Lyo Lisse mu Yakuwa”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2022
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Maaki lup. 4

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YOBU 1-5

Yobu Yakuuma Obugolokofu Bwe ng’Agezesebwa

Sitaani atunuulira Yobu ng’ayima waggulu

Yobu yali abeera mu nsi ya Uzzi mu kiseera Abayisirayiri we baabeerera abaddu e Misiri. Wadde nga Yobu teyali Muyisirayiri, yali asinza Yakuwa era yali mwesigwa. Amaka ge gaalimu abantu bangi, yali mugagga nnyo, era abantu baamussangamu nnyo ekitiibwa. Yali amanyiddwa ng’omuwi w’amagezi omulungi era omulamuzi omwenkanya. Yayambanga abaavu n’abatalina mwasirizi. Mazima ddala Yobu yali musajja mugolokofu.

Ekyali kisinga obukulu mu bulamu bwa Yobu kwe kukola Yakuwa by’ayagala

1:8-11, 22; 2:2-5

  • Sitaani naye yakiraba nti Yobu yali musajja mugolokofu. Teyagamba nti Yobu teyali mwesigwa eri Yakuwa; wabula, yabuusabuusa ekigendererwa kya Yobu

  • Sitaani yagamba nti Yobu yali aweereza Yakuwa olw’ekigendererwa ekikyamu

  • Okusola okulaga nti Sitaani bye yali ayogera bya bulimba, Yakuwa yaleka Sitaani okulumba Yobu. Sitaani yaleetera Yobu ebizibu eby’okumukumu

  • Yobu yakuuma obugolokofu bwe, naye oluvannyuma Sitaani yabuusabuusa obugolokofu bw’abantu bonna

  • Yobu teyayonoona, era teyanenya Katonda

Yobu ng’ali mu nnaku ey’amaanyi olw’okufiirwa ebintu bye byonna
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share