LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Okitobba lup. 2
  • “Weesige Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Weesige Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Similar Material
  • Weesiga Yakuwa nti Bulijjo by’Akola Biba Bituufu?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2022
  • Yoleka Okukkiriza—Era Salawo mu Ngeri ey’Amagezi!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
  • Osalawo Otya?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
  • Obwesige Bwetaagisa Okusobola Okuba n’Obulamu obw’Essanyu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2003
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Okitobba lup. 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ENGERO 1-6

“Weesige Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna”

Omusajja ng’asaba

Tusaanidde okwesiga Yakuwa n’omutima gwaffe gwonna. Amakulu g’erinnya lye gatuwa obukakafu nti asobola okutuukiriza byonna bye yasuubiza. Okusaba kutuyamba okweyongera okwesiga Yakuwa. Essuula 3 ey’ekitabo ky’Engero, etukakasa nti bwe tuneesiga Yakuwa n’omutima gwaffe gwonna, ajja ‘kutereeza amakubo gaffe.’

Omuntu eyeetwala okuba ow’amagezi . . .

3:5-7

  • asalawo nga tasoose kusaba Yakuwa kumuwa bulagirizi

  • yeesigama ku ndowooza ye oba ey’abantu b’ensi

Omuntu eyeesiga Yakuwa . . .

  • afuba okuba n’enkolagana ey’oku lusegere ne Yakuwa ng’asoma Bayibuli buli lunaku, ng’afumiitiriza, era ng’asaba buli lunaku

  • nga tannasalawo, asooka kunoonyereza n’afuna obulagirizi bwa Yakuwa

KU BINO WAMMANGA BIRUWA EBIRAGA ENGERI GYE NSALAWO?

EKISOOKA: Nsalawo kye ndowooza nti kye kituufu

EKISOOKA: Nnoonya obulagirizi bwa Yakuwa okuyitira mu kusaba n’okwesomesa

EKY’OKUBIRI: Ne ndyoka nsaba Yakuwa awe omukisa ekyo kye nsazeewo

EKY’OKUBIRI: Ne ndyoka nsalawo nga nsinziira ku misingi gya Bayibul

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share