LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Okitobba lup. 6
  • Okitobba 24-30

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okitobba 24-30
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Okitobba lup. 6

Okitobba 24-30

ENGERO 17-21

  • Oluyimba 76 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Noonya Emirembe”: (Ddak. 10)

    • Nge 19:11​—Sigala ng’oli mukkakkamu nga waliwo akunyiizizza (w14 12/1 12-13)

    • Nge 18:13, 17; 21:13​—Fuba okumanya byonna ebizingirwamu (w11 8/15 30 ¶11-14)

    • Nge 17:9​—Sonyiwa oyo akunyiizizza (w11 8/15 31 ¶17)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Nge 17:5​—Emu ku nsonga lwaki tulina okwegendereza nga tusalawo engeri gye tuneesanyusaamu y’eruwa? (w10 11/15 6 ¶17; w10 11/15 31 ¶15)

    • Nge 20:25​—Ekyawandiikibwa kino kikwata kitya ku kwogerezeganya era ne ku bufumbo? (w09 5/15 15-16 ¶12-13)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Nge 18:14–19:10

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Muwe akapapula akayita abantu mu nkuŋŋaana. (inv)

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) inv​—Ng’ofundikira mubuulire nti tulina vidiyo, Biki Ebikolebwa ku Kizimbe ky’Obwakabaka?

  • Ng’Oyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 57 ¶14-15​—Yamba omuyizi okukiraba nti asaanidde okulowooza ku nnyambala ye n’engeri gye yeekolako ng’ajja mu nkuŋŋaana.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 77

  • Okunoonya Emirembe Kivaamu Ebirungi: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okunoonya Emirembe Kivaamu Ebirungi. Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Biki bye twandyewaze okukola nga tufunye obutategeeragana n’omuntu omulala? Birungi ki ebivaamu bwe tukolera ku magezi agali mu Engero 17:9 ne Matayo 5:23, 24?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 3 ¶8-15, akas. ku lup. 30

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 48 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share