LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Febwali lup. 2
  • Febwali 5-11

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Febwali 5-11
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Febwali lup. 2

Febwali 5-11

MATAYO 12-13

  • Oluyimba 27 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Olugero lw’Eŋŋaano n’Omuddo”: (Ddak. 10)

    • Mat 13:24-26​—Omusajja yasiga ensigo ennungi mu nnimiro ye, omulabe we n’agisigamu omuddo (w13 7/15 lup. 9-10 ¶2-3)

    • Mat 13:27-29​—Eŋŋaano n’omuddo byakulira wamu okutuuka ku makungula (w13 7/15 lup. 10 ¶4)

    • Mat 13:30​—Mu kiseera ky’amakungula, abakunguzi baasooka kukuŋŋaanya muddo, oluvannyuma ne bakuŋŋaanya eŋŋaano (w13 7/15 lup. 12 ¶10-12)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mat 12:20​—Tuyinza tutya okwoleka ekisa nga Yesu? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 13:25​—Ddala mu biseera eby’edda omuntu yali asobola okusiga omuddo mu nnimiro ya munne? (w16.10 lup. 32)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 12:1-21

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okulaga Vidiyo ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 22-23 ¶10-12.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 68

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)

  • “Engero Ezikwata ku Bwakabaka n’Engeri Gye Zitukwatako”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mukubaganye ebirowoozo ku ngeri engero ezo gye zandikutte ku mulimu gwaffe ogw’okubuulira.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 7

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 10 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share