LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Febwali lup. 6
  • Febwali 19-25

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Febwali 19-25
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Febwali lup. 6

Febwali 19-25

MATAYO 16-17

  • Oluyimba 45 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Olina Ndowooza y’Ani?”: (Ddak. 10)

    • Mat 16:21, 22​—Endowooza ya Peetero teyali nnungi, era yali yeetaaga okutereezebwa (w07 3/1 lup. 13 ¶17)

    • Mat 16:23​—Peetero teyalina ndowooza ya Katonda (w15 5/15 lup. 13 ¶16-17)

    • Mat 16:24​—Abakristaayo basaanidde okuba n’endowooza ya Katonda (w06 4/1 lup. 21 ¶9)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mat 16:18​—Olwazi Yesu kwe yazimba ekibiina Ekikristaayo y’ani? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 16:19​—“Ebisumuluzo by’Obwakabaka obw’omu ggulu” Yesu bye yawa Peetero bitegeeza ki? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 16:1-20

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Tandika n’ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okulaga Vidiyo ku Kuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 78

  • “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe​—Okukozesa Obulungi Ebibuuzo”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Kola Omulimu Yesu Gwe Yakola​—Yigiriza (Genda ku vidiyo ENKUŊŊAANA ZAFFE N’OMULIMU GW’OKUBUULIRA).

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 9

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 134 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share