EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABAFIRIPI 1-4
“Temweraliikiriranga Kintu Kyonna”
- Okusaba kutuyamba obuteeraliikirira 
- Bwe tusaba nga tulina okukkiriza, Yakuwa ajja kutuwa emirembe “egisingira ewala okutegeera kwonna” 
- Ekizibu kye tulina ne bwe kitavaawo, Yakuwa asobola okutuyamba okukigumira. Ayinza n’okutukolera kye tubadde tetusuubira.—1Ko 10:13