Ebiri Ku JW Library Ne Ku JW.ORG
EBY’OKUSOMA EBIRALA
Ebikolwa eby’Obutujju Biriggwaawo?
Bayibuli etubuulira ensonga lwaki waliwo ebikolwa eby’obutujju era n’engeri Katonda gy’abitwalamu. Ate era Bayibuli etubuulira engeri Katonda gy’agenda okuggyawo okutya n’ebikolwa eby’obukambwe.
EBYOKULABIRAKO EBIKWATA KU BAJULIRWA BA YAKUWA
Abakulu b’Eddiini Abaali Abakambwe Ennyo Baddibwamu mu Ngeri ey’Obukkakkamu
Bayibuli etukubiriza okuba abakkakkamu wadde nga tuyisiddwa bubi. Ddala amagezi ago gakola?
ENGERI SSENTE Z’OWAAYO GYE ZIKOZESEBWAMU
Omulimu gw’Okuzimba Ogwagenda Obulungi ng’Ekirwadde kya COVID-19 Tekinnabalukawo
Twakola enteekateeka okuzimba n’okuddaabiriza ebifo mwe tusinziza ebisukka mu 2,700 mu mwaka gw’obuweereza ogwa 2020. Ekirwadde kya COVID-19 kyakosa kitya enteekateeka eyo?