A7-B
Ebintu Ebikulu Ebyaliwo mu Bulamu bwa Yesu ku Nsi—Yesu Atandika Obuweereza Bwe
EKISEERA  | 
EKIFO  | 
EKYALIWO  | 
MATAYO  | 
MAKKO  | 
LUKKA  | 
YOKAANA  | 
|---|---|---|---|---|---|---|
29, nga gunaatera okuggwako  | 
Omugga Yoludaani, oboolyawo e Bessaniya oba okumpi nakyo emitala wa Yoludaani  | 
Yesu abatizibwa era afukibwako amafuta; Yakuwa alangirira nti Yesu Mwana we era nti amusiima  | 
||||
Eddungu ly’e Buyudaaya  | 
Akemebwa Omulyolyomi  | 
|||||
Bessaniya emitala wa Yoludaani  | 
Yokaana Omubatiza ayita Yesu Omwana gw’Endiga owa Katonda; abayigirizwa ba Yesu abasooka  | 
|||||
Kaana eky’e Ggaliraaya; Kaperunawumu  | 
Ekyamagero ekisooka, afuula amazzi omwenge; agenda e Kaperunawumu  | 
|||||
30, Okuyitako  | 
Yerusaalemi  | 
Alongoosa yeekaalu  | 
||||
Ayogera ne Nikodemu  | 
||||||
Buyudaaya; Enoni  | 
Agenda mu bitundu by’e Buyudaaya, abayigirizwa be babatiza; Yokaana ayogera ebisembayo ku Yesu  | 
|||||
Tiberiyo; Buyudaaya  | 
Yokaana asibibwa; Yesu agenda e Ggaliraaya  | 
|||||
Sukali, mu Samaliya  | 
Ng’agenda e Ggaliraaya, ayigiriza Abasamaliya  | 
Eddungu ly’e Buyudaaya