1
Okulamusa (1, 2)
Pawulo yeebaza Katonda olw’okukkiriza kwa Timoseewo (3-5)
Kuuma ekirabo kya Katonda ekiri mu ggwe (6-11)
Nywerera ku bigambo eby’omuganyulo (12-14)
Abalabe ba Pawulo ne mikwano gye (15-18)
2
Bye wawulira bitegeeze abasajja abalina ebisaanyizo (1-7)
Okugumira okubonaabona ku lw’amawulire amalungi (8-13)
Okukwata ekigambo kya Katonda mu ngeri entuufu (14-19)
Ddukanga okwegomba okw’omu buvubuka (20-22)
Engeri y’okukwatamu abo abaziyiza amazima (23-26)
3
Embeera enzibu mu nnaku ez’enkomerero (1-7)
Goberera butiribiri ekyokulabirako kya Pawulo (8-13)
“Weeyongere okutambulira mu bintu bye wayiga” (14-17
4
“Tuukiriza mu bujjuvu obuweereza bwo” (1-5)
“Nnwanye olutalo olulungi” (6-8)
Ayogera ebimukwatako (9-18)
Okulamusa (19-22)