TITO EBIRIMU 1 Okulamusa (1-4) Tito wa kulonda abakadde mu Kuleete (5-9) Nenyanga abajeemu (10-16) 2 Obulagirizi eri abato n’abakulu (1-15) Weewale obutatya Katonda (12) Okunyiikirira ebikolwa ebirungi (14) 3 Okugondera abafuzi (1-3) Beera mwetegefu okukola ebirungi (4-8) Weewale okuwakana okw’ekisiru n’enjigiriza ez’obulimba (9-11) By’amusaba okumukolera; okulamusa (12-15)