LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • g22 Na. 1 lup. 3
  • Ensi Ejjudde Ebizibu—Oyinza Otya Okubigumira?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ensi Ejjudde Ebizibu—Oyinza Otya Okubigumira?
  • Zuukuka!—2022
  • Similar Material
  • Ebiri mu Magazini Eno eya Zuukuka!
    Zuukuka!—2022
  • Ebirimu
    Zuukuka!—2022
  • Yiga Ebisingawo
    Zuukuka!—2025
  • 2 Kozesa Bulungi Ssente Zo
    Zuukuka!—2022
See More
Zuukuka!—2022
g22 Na. 1 lup. 3
Omukazi omweraliikirivu ng’atunuulira essimu ye. Alaba ebifaananyi ebiraga obutabanguko, obutyabaga, maama omwennyamivu asitudde omwana we, obuwuka bwa corona, n’abalwadde mu ddwaliro.

Ensi Ejjudde Ebizibu​—Oyinza Otya Okubigumira?

Ebizibu ebiri mu nsi naawe owulira nti bikukosa? Ebimu ku bizibu nga bino wammanga biri ne mu kitundu gy’obeera?

  • entalo

  • endwadde

  • obutyabaga

  • obwavu

  • obusosoze

  • ebikolwa eby’obukambwe

Ekizibu eky’amaanyi bwe kigwawo, bangi ku abo ababa bakoseddwa bawulira nga batidde nnyo era baggwaamu essuubi. Ate abalala bawulira nga basobeddwa nga tebamanyi kya kukola. Kyokka bwe tufuna ebizibu ne tutya nnyo era ne tubimalirako ebirowoozo, kiyinza kwonoona bwonoonyi mbeera.

Bw’ofuna ekizibu kiba kirungi okubaako ky’okolawo mu bwangu okutaasa ab’omu maka go, obulamu bwo, ebintu byo, era n’okufuba okusigala ng’oli musanyufu.

Biki by’osobola okukola kati obutakosebwa nnyo bizibu ebiri mu nsi?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share