LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • rq essomo 1 lup. 3
  • Engeri gy’Oyinza Okuzuulamu Katonda ky’Akwetaagisa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Engeri gy’Oyinza Okuzuulamu Katonda ky’Akwetaagisa
  • Katonda Atwetaagisa Ki?
  • Similar Material
  • Bayibuli—Bubaka bwa Katonda Gye Tuli
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Ddala Amawulire Amalungi Gava eri Katonda?
    Amawulire Amalungi Okuva eri Katonda!
  • Lwaki Osaanidde Okuyigirizibwa Katonda?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
  • Ebbaluwa Okuva eri Katonda ow’Okwagala
    Yigira ku Muyigiriza Omukulu
See More
Katonda Atwetaagisa Ki?
rq essomo 1 lup. 3

Essomo 1

Engeri gy’Oyinza Okuzuulamu Katonda ky’Akwetaagisa

Bikulu ki ebitutegeezebwa mu Baibuli? (1)

Ani yawandiika Baibuli? (2)

Lwaki wandiyize Baibuli? (3)

1. Baibuli kirabo kya muwendo ekiva ewa Katonda. Eringa ebbaluwa taata gy’awandiikidde abaana b’ayagala. Etutegeeza amazima agakwata ku Katonda​—⁠ky’ali era ne by’ayagala. Ennyonnyola engeri y’okwaŋŋangamu ebizibu n’okuzuula essanyu erya nnamaddala. Baibuli ye yokka etubuulira kye tuteekwa okukola okusobola okusanyusa Katonda.​—⁠Zabbuli 1:​1-3; Isaaya 48:​17, 18.

2. Baibuli yawandiikibwa abasajja 40 ab’enjawulo mu bbanga lya myaka 1,600, okutandikira mu 1513  B.C.E. Erimu ebitabo 66. Abo abaawandiika Baibuli baaluŋŋamizibwa Katonda. Baawandiika birowoozo bye, so si byabwe. N’olwekyo Katonda ali mu ggulu, so si muntu yenna ku nsi, ye Nnanyini kuwandiika Baibuli.​—⁠2 Timoseewo 3:​16, 17; 2 Peetero 1:​20, 21.

3. Katonda yakakasa nti Baibuli ekoppololwa mu ngeri entuufu ddala era n’ekuumibwa. Baibuli zikubiddwa mu kyapa okusinga ekitabo ekirala kyonna. Bonna tebajja kusanyuka kukulaba ng’oyiga Baibuli, naye ekyo tokiganya kukulemesa. Ebiseera byo eby’omu maaso eby’emirembe n’emirembe byesigamye ku kumanya Katonda n’okukola by’ayagala wadde ng’oziyizibwa.​—⁠Matayo 5:​10-12; Yokaana 17:⁠3.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share