LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • ll ekitundu 4 lup. 10-11
  • Baawuliriza Sitaani—Biki Ebyavaamu?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Baawuliriza Sitaani—Biki Ebyavaamu?
  • Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna
  • Similar Material
  • Obulamu Bwali Butya mu Lusuku lwa Katonda?
    Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna
  • Ekitundu 4
    Wuliriza Katonda
  • Abafu Bali Ludda Wa?
    Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza?
  • Lwaki Tukaddiwa ne Tufa?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2019
See More
Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna
ll ekitundu 4 lup. 10-11

EKITUNDU 4

Baawuliriza Sitaani​—Biki Ebyavaamu?

Adamu ne Kaawa baajeemera Katonda, ne bafa. Olubereberye 3:6, 23

Kaawa alya ekibala Katonda kye yabagaana oluvannyuma n’awaako ne Adamu

Kaawa yawuliriza omusota kye gwamugamba n’alya ku kibala ekyo. Oluvannyuma, yawaako Adamu naye n’alya.

Adamu ne Kaawa nga bava mu lusuku Edeni

Kye baakola kyali kikyamu​—baayonoona. Katonda yabagoba mu Lusuku.

Adamu ne Kaawa bakaddiwa ne bafa

Obulamu bwabazibuwalira nnyo bo, era n’abaana baabwe. Baakaddiwa era ne bafa. Tewali kifo kirala kyonna kye baagendamu; baali tebakyaliwo.

Ng’enfuufu bw’etalina bulamu, n’abafu tebalina bulamu. Olubereberye 3:19

Abantu ab’ebika eby’enjawulo era ababaddewo mu biseera eby’enjawulo

Tufa olw’okuba ffenna twava mu Adamu ne Kaawa. Abafu tebasobola kulaba, kuwulira, oba okukola ekintu kyonna.​—Omubuulizi 9:5, 10.

Ab’omu maka bakaabira omuwala afudde

Tekyali kigendererwa kya Yakuwa abantu okufa. Mu kiseera ekitali kya wala, ajja kuzuukiza abafu. Bwe banaamuwuliriza, bajja kuba balamu emirembe gyonna.

  • Lwaki tufa?​—Abaruumi 5:12.

  • Okufa kujja kuggwaawo.​—1 Abakkolinso 15:26.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share