LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • ll ekitundu 10 lup. 22-23
  • Mikisa Ki Abo Abawuliriza Katonda Gye Banaafuna?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Mikisa Ki Abo Abawuliriza Katonda Gye Banaafuna?
  • Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna
  • Similar Material
  • Ekitundu 10
    Wuliriza Katonda
  • “Laba! Ebintu Byonna Mbizza Buggya”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • Mikwano gya Katonda Bajja kubeera mu Lusuku Lwe
    Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda!
  • Ekigendererwa kya Katonda eri Ensi Kye Kiruwa?
    Katonda Atwetaagisa Ki?
See More
Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna
ll ekitundu 10 lup. 22-23

EKITUNDU 10

Mikisa Ki Abo Abawuliriza Katonda Gye Banaafuna?

Abantu abasinga obungi abaafa bajja kuzuukizibwa baddemu okubeera ku nsi. Ebikolwa 24:15

Abantu mu nsi empya nga baaniriza abazuukidde

Lowooza ku mikisa gy’onoofuna mu biseera eby’omu maaso singa owuliriza Katonda! Ojja kuba n’obulamu obutuukiridde; nga tewali muntu n’omu mulwadde oba alina obulemu. Tewajja kubaawo bantu babi era ojja kuba osobola okwesiga buli muntu.

Tewalibaawo kulumwa, nnaku, oba okukaaba. Tewali n’omu ajja kukaddiwa wadde okufa.

Ojja kuba weetooloddwa ab’emikwano n’ab’eŋŋanda zo. Obulamu bujja kuba bwa ssanyu jjereere mu Lusuku lwa Katonda.

Tewajja kubaawo kutya kwonna. Abantu bajja kuba basanyufu nnyo.

Obwakabaka bwa Katonda bujja kuggyawo okubonaabona kwonna. Okubikkulirwa 21:3, 4

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share