LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • ll ekitundu 11 lup. 24-25
  • Yakuwa Atuwuliriza?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Yakuwa Atuwuliriza?
  • Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna
  • Similar Material
  • Okusemberera Katonda mu Kusaba
    Katonda Atwetaagisa Ki?
  • Enkizo ey’Okusaba
    Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • Okusaba Kukuyamba Okusemberera Katonda
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Oyinza Kusaba Otya Okusobola Okuwulirwa Katonda?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2021
See More
Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna
ll ekitundu 11 lup. 24-25

EKITUNDU 11

Yakuwa Atuwuliriza?

Katonda awulira okusaba kwaffe. 1 Peetero 3:12

Entebe ya Yakuwa mu ggulu

Yakuwa “awulira okusaba.” (Zabbuli 65:2) Ayagala twogere naye nga tumubuulira ekyo ekiri ku mitima gyaffe.

Omusajja asaba

Sabanga Yakuwa so si muntu mulala yenna.

  • Yesu yatuyigiriza engeri y’okusabamu.​—Matayo 6:9-15.

  • Baani Yakuwa b’awuliriza?​—Zabbuli 145:18, 19.

Tuyinza okwogera ku bintu bingi nga tusaba. 1 Yokaana 5:14

Yesu ng’ali wamu n’abantu 144,000 mu Bwakabaka

Saba Katonda by’ayagala bikolebwe mu ggulu ne ku nsi.

Saba ng’oyitira mu linnya lya Yesu okulaga nti osiima kye yakukolera.

Omukristaayo yeesiga Yakuwa okukola okumuyamba okulabirira ab’omu maka ge n’okukola ebirungi

Saba Yakuwa akuyambe okukola ebintu ebirungi. Ate era osobola okumusaba akuyambe okufuna eby’okulya, omulimu, aw’okusula, eby’okwambala, n’ebirala.

  • Yakuwa awuliriza okusaba kw’abo abakola ebirungi.​—Engero 15:29.

  • Teweeraliikirira.​—Abafiripi 4:6, 7.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share