LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 31
  • Tambulanga ne Katonda!

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Tambulanga ne Katonda!
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Tambulanga ne Katonda!
    Muyimbire Yakuwa
  • “Mumanyenga Ebintu Ebisinga Obukulu”
    Muyimbire Yakuwa
  • “Mumanyenga Ebintu Obukulu”
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Onootambula ne Katonda?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2005
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 31

OLUYIMBA 31

Tambulanga ne Katonda!

Printed Edition

(Mikka 6:8)

  1. 1. Tambulanga ne Katonda;

    Beeranga mwetoowaze.

    Weesige Yakuwa; musabenga

    Akuwe omwoyo gwe.

    Bw’onywerera ku Kigambo kye

    Toyinza kuwaba.

    Kale ’kkubo ly’akulaga

    Mw’oba otambulira.

  2. 2. Tambulanga ne Katonda;

    Kolanga ebigwana.

    ’Bigezo bibe bya maanyi bitya,

    Ajja kukuyambanga.

    Buli kintu ekirongoofu

    Ko n’eby’amazima,

    By’oba olowoozangako,

    Osanyuse Katonda.

  3. 3. Tambulanga ne Katonda;

    Munywerereko ddala.

    Siimanga buli kimu ky’akuwa;

    Era by’akuwa bingi.

    Yongera ’kutambula naye;

    Mutenderezenga.

    Bonna bajja kukiraba

    Nti ggw’oli wa Yakuwa.

(Laba ne Lub. 5:24; 6:9; Baf. 4:8; 1 Tim. 6:6-8.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share