LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 91
  • Okufuba Kwaffe Okwoleka Okwagala

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okufuba Kwaffe Okwoleka Okwagala
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Okufuba Kwaffe Okwoleka Okwagala
    Muyimbire Yakuwa
  • Okutuukana n’Erinnya Lyaffe
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okutuukana n’Erinnya Lyaffe
    Muyimbire Yakuwa
  • “Mulegeeko Mulabe nti Yakuwa Mulungi”
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 91

OLUYIMBA 91

Okufuba Kwaffe Okwoleka Okwagala

Printed Edition

(Zabbuli 127:1)

  1. 1. Yakuwa, olwa leero

    Tukwebaliza ddala nnyo.

    Mazima otuwadde ’nkizo

    Ey’amaany’e nnyo!

    ’Kufuba kwaffe kwonna

    Okuwadde omukisa.

    Kati ekizimbe kiikino

    Kiyimiridde.

    (CHORUS)

    Yakuwa otuwadde ’nkizo

    ’Kkuzimbira ’kifo kino.

    Ka tweyongere ’kkuweereza ’bbanga lyonna,

    Tukuleetere ettendo.

  2. 2. Tufunye ’ssanyu lingi

    Era n’emikwano mingi.

    Bye tuyize bya muwendo nnyo

    Ddala gye tuli.

    ’Mwoyo gwo gweyoleka

    Mu bujjuvu nga tuzimba.

    ’Linnya lyo ekkulu lyongedde

    Okumanyika.

    (CHORUS)

    Yakuwa otuwadde ’nkizo

    ’Kkuzimbira ’kifo kino.

    Ka tweyongere ’kkuweereza ’bbanga lyonna,

    Tukuleetere ettendo.

(Laba ne Zab. 116:1; 147:1; Bar. 15:6.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share