LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • rr lup. 220
  • 21A “Ekitundu Kye Munaayawulawo”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • 21A “Ekitundu Kye Munaayawulawo”
  • Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • Subheadings
  • Similar Material
  • A. Ekitundu Ekyaweebwayo
  • B. “Ekitundu Kyonna”
  • C. “Ekitundu ky’Omwami”
  • D. “Ekitundu Ekitukuvu”
  • E. “Ekitundu Ekisigaddewo”
  • “Erinnya ly’Ekibuga Ekyo Linaabanga, Yakuwa Ali Omwo”
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • “Kaakano Enkomerero Ekutuuseeko”
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • ‘Mugabanyeemu Ensi Okuba Obusika’
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Kitabo kya Ezeekyeri—II
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2007
See More
Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
rr lup. 220

AKASANDUUKO 21A

“Ekitundu Kye Munaayawulawo”

EZEEKYERI 48:8

Kati ka tugoberere Ezeekyeri nga yeetegereza ekitundu ky’ensi ekyaweebwayo eri Yakuwa. Ekitundu ekyo kirimu ebitundu bitaano. Bitundu ki ebyo? Era biki ebikolebwamu?

Ebifo ebitaano ebiri mu kitundu Yakuwa kye yayawulawo mu kwolesebwa Ezeekyeri kwe yafuna

A. Ekitundu Ekyaweebwayo

Kitundu abo abakulembera abantu ba Katonda mwe baddukanyiza emirimu gyabwe.

EZK. 48:8

B. “Ekitundu Kyonna”

Kyayawulibwawo okuba ekya bakabona, Abaleevi, n’ekibuga. Ate era abantu bonna okuva mu bika 12 bayingira mu kitundu kino okusinza Yakuwa n’okuwagira emirimu egikolebwa abo abatwala obukulembeze.

EZK. 48:20

C. “Ekitundu ky’Omwami”

“Ettaka eryo lijja kuba lirye mu Isirayiri.” Ekitundu ekyo “kijja kuba kya mwami.”

EZK. 45:7, 8; 48:21, 22

D. “Ekitundu Ekitukuvu”

Ekitundu ekisooka waggulu kya ‘Baleevi.’ “Kintu kitukuvu.” Ekitundu eky’omu makkati ‘kitundu kitukuvu ekya bakabona.’ Omwo mwe muli “ennyumba zaabwe n’ekifo ekitukuvu,” oba yeekaalu.

EZK. 45:1-5; 48:9-14

E. “Ekitundu Ekisigaddewo”

“Kijja kuba kya nnyumba ya Isirayiri yonna” era “kijja kukozesebwa abantu b’omu kibuga. Kijja kuba kya kuzimbamu n’okulundiramu.”

EZK. 45:6; 48:15-19

Genda ku ssuula 21, akatundu 3

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share