Nyweza Okukkiriza Kwo!
KU MAKYA
3:40 Obuyimba
3:50 Oluyimba 119 n’Okusaba
4:00 Lwaki Tulina Okunyweza Okukkiriza Kwaffe Kati?
4:15 Olaba “Oyo Atalabika”?
4:30 “Okukkiriza Kufunibwa Oluvannyuma lw’Okuwulira Ekigambo”
4:55 Oluyimba 104 n’Ebirango
5:05 Ekimu ku ‘Biri mu Kibala ky’Omwoyo Kwe Kukkiriza’
5:35 Okwewaayo n’Okubatizibwa
6:05 Oluyimba 50
OLWEGGULO
7:20 Obuyimba
7:30 Oluyimba 3
7:35 Ebyokulabirako
7:45 Okuwumbawumbako Omunaala gw’Omukuumi
8:15 Okwogera Okwawuziddwamu: Yamba Abalala Okunyweza Okukkiriza Kwabwe
• Yamba Omwana Wo Omuvubuka
• Yamba Omuyizi Wo owa Bayibuli
• Yamba Bakkiriza Banno
9:00 Oluyimba 38 n’Ebirango
9:10 ‘Weekalirize Yesu, Omubaka Omukulu era Omutuukiriza w’Okukkiriza Kwaffe’
9:55 Oluyimba 126 n’Okusaba