Oluyimba 160
“Amawulire Amalungi”!
Printed Edition
1. Yesu bwe yazaalibwa,
Kyali kya ssanyu,
Kuba ye mulokozi waffe.
Y’oyo Yakuwa
Gwe yatusuubiza.
(CHORUS)
Amawulire
Gano malungi.
Tenda Yakuwa!
Amawulire
Gabunyisenga.
Kristo Kabaka
Y’ajj’o ttununula.
2. Tuliba mu mirembe
Mu bufuzi bwe.
Ng’aggyeewo ennaku n’okufa.
Obwakabaka
Bwe tebulikoma.
(CHORUS)
Amawulire
Gano malungi.
Tenda Yakuwa!
Amawulire
Gabunyisenga.
Kristo Kabaka
Y’ajj’o ttununula.
(CHORUS)
Amawulire
Gano malungi.
Tenda Yakuwa!
Amawulire
Gabunyisenga.
Kristo Kabaka
Y’ajj’o ttununula.
(Laba ne Mat. 24:14; Yok 8:12; 14:6; Is. 32:1; 61:2.)