Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu:
1. Tuyinza tutya okuzuula abo abaagala emirembe? (Luk. 10:6)
2. Tuyinza tutya okuyamba abo abaagala emirembe okubeera mikwano gya Katonda? (Mat. 10:11)
3. Omukulu ow’Emirembe atuyamba atya okuzuula abo abaagala emirembe? (Is. 9:6, 7; Mat. 28:20)
4. Tuyinza tutya okukiraga nti twagala emirembe? (Zab. 11:5; 2 Tim. 2:24; Yak. 3:17, 18)
5. Abo abaagala emirembe bayambagana batya? (2 Kol. 6:13)
6. Tuyinza tutya okweyongera ‘okuwangula ebintu ebibi nga tukola ebirungi’? (Bar. 12:2, 6, 10, 18)
© 2022 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
CA-brpgm23-LU