EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 92-101
Okuba Omunywevu mu by’Omwoyo ng’Okaddiye
Olukindu lusobola okuwangaala emyaka egisukka mu 100 era ne luba nga lukyabala ebibala.
92:13-15
Abakaddiye babala ebibala eby’omwoyo nga . . .
basabira abalala
beesomesa
babaawo mu nkuŋŋaana era nga bazeenyigiramu
banyumizaako abalala ebirungi bye bafunye mu kuweereza Yakuwa
babuulira n’obunyiikivu