EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YEREMIYA 5-7
Baalekera Awo Okukola Katonda by’Ayagala
Yeremiya yayanika ebibi Abayisirayiri bye baali bakola n’obunnanfuusi bwabwe
Abayisirayiri baali balowooza nti yeekaalu yali esobola okubakuuma ne batatuukibwako kabi
Yakuwa yakiraga nti ssaddaaka zaabwe zaali tezimusanyusa olw’okuba baali bakola ebintu ebibi
Eky’okulowoozaako: Biki bye nsaanidde okukola okukakasa nti obuweereza bwange si bwa kutuusa butuusa mukolo, wabula nti busanyusa Yakuwa?
Yeremiya ng’ali ku mulyango gw’ennyumba ya Yakuwa