EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YEREMIYA 29-31
Yakuwa Yali Yayogera Dda ku Ndagaano Empya
Printed Edition
	Yakuwa yayogera dda nti endagaano empya ye yandizze mu kifo ky’endagaana y’Amateeka era nti yandivuddemu emiganyulo mingi nnyo.
| ENDAGAANO Y’AMATEEKA | ENDAGAANO EMPYA | |
|---|---|---|
| Yakuwa n’eggwanga lya Isirayiri | ABAGIRIMU | Yakuwa ne Isirayiri ow’omwoyo | 
| Musa | OMUTABAGANYA | Yesu Kristo | 
| Ssaddaaka ez’ensolo | YATONGOZEBWA | Ssaddaaka ya Yesu | 
| Ku mayinja | YAWANDIIKIBWA | Ku mitima |