EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EZEEKYERI 35-38
Googi ow’e Magoogi Anaatera Okuzikirizibwa
Bayibuli etubuulira ebinaabaawo nga Googi ow’e Magoogi anaatera okuzikirizibwa era n’ebinaabaawo ng’amaze okuzikirizibwa.
- Ekibonyoobonyo ekinene kijja kutandika na kuzikirizibwa kwa ki? 
- Ani anaalumba abantu ba Yakuwa? 
- Lutalo ki Yakuwa lw’anaazikiririzaako Googi ow’e Magoogi? 
- Kristo ajja kufugira bbanga ki? 
Nnyinza ntya okweteekerateekera obulumbaganyi bwa Googi ow’e Magoogi?