EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | MAKKO 5-6
Yesu Asobola Okuzuukiza Abantu Baffe Abaafa
- Bwe tunakuwala ennyo nga tufiiriddwa, tekitegeeza nti tetukkiririza mu kuzuukira (Lub 23:2) 
- Bwe tufumiitiriza ku kuzuukira okwogerwako mu Bayibuli, okukkiriza kwe tulina mu kuzuukira kweyongera okunywera 
Ani gwe weesunga okwaniriza ng’azuukidde?
Owulira otya bw’olowooza ku ky’okuddamu okulaba abantu bo abaafa?