LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Jjulaayi lup. 8
  • Lwaki Kikulu Nnyo Obutabaako Ludda Lwe Tuwagira mu by’Obufuzi? (Mik 4:2)

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Lwaki Kikulu Nnyo Obutabaako Ludda Lwe Tuwagira mu by’Obufuzi? (Mik 4:2)
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Similar Material
  • Kye Kitegeeza Obutabaako Ludda Lwe Tuwagira mu by’Obufuzi
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Tobaako Ludda lw’Owagira mu Bintu by’Ensi Eno Eyeeyawuddemu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
  • “Si ba Nsi”
    Sinza Katonda Omu ow’Amazima
  • Mugoberere Ekyokulabirako kya Bannabbi—Mikka
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjulaayi lup. 8
Abajulirwa ba Yakuwa ab’amawanga ag’enjawulo babuuzaganya nga bali ku Kizimbe ky’Obwakabaka

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Lwaki Kikulu Nnyo Obutabaako Ludda Lwe Tuwagira mu by’Obufuzi? (Mi 4:2)

Olugero olukwata ku Musamaliya omulungi lutujjukiza nti Yakuwa tasosola, era ayagala tukolere bonna ebirungi nga mw’otwalidde n’abantu ab’amawanga ag’enjawulo, abali mu mbeera ez’enjawulo, n’amadiini ag’enjawulo.​—Bag 6:10; Bik 10:34.

MULABE VIDIYO ERINA OMUTWE, LWAKI KIKULU NNYO OBUTABAAKO LUDDA LWE TUWAGIRA MU BY’OBUFUZI? (MI 4:2), OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Ebiri mu Mikka 4:2 bituukiriziddwa bitya ku bantu ba Katonda leero?

  • Kitegeeza ki obutabaako ludda lwe tuwagira mu by’obufuzi, era lwaki ekyo kikulu nnyo?

  • Ebiri mu Okubikkulirwa 13:16, 17, biraga bitya nti Sitaani agezaako okukyusa endowooza yaffe n’enneeyisa yaffe ng’ayitira mu nteekateeka ye ey’eby’obufuzi?

Munnamawulire; abasamba omupiira; munnabyabufuzi

Bintu ki ebisatu ebiyinza okutuleetera okubaako oludda lwe tuwagira?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share